Kizito Moses Buule

1358 Articles

Mubayimbule mu bwangu! Pulezidenti alagidde ku batembeeyi abaakwatibwa KCCA

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alagidde okuyimbula mbagirawo abatembeeyi bonna abaakwatibwa ekitongole kya KCCA gye buvuddeko ne baggalirwa, nga entabwe yava…

1 Min Read

Munyonyole lwaki RDC yakuba omuntu emisana ttuku! Kadaga atadde Jeje Odong ku nninga

OMUKUBIRIZA w'olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Alitwala Kadaga atadde ku nninga Minisita we nsonga z'omunda Jeje Odong okunyonyola ku nsonga…

2 Min Read

Amasanyalaze gasse omutuuze ne bisolo ebiwerako e Nakaseke

ABATUUZE ku kyalo Timuna ekisangibwa mu Gombolola ye Kasangombe mu Disitulikiti ye Nakaseke baguddemu ensisi bwe basanze mutuuze munaabwe nga…

1 Min Read

Omusango gw’okuyimiriza ekivvulu kya Kyarenga gw’ongezeddwayo, Guddamu 31

OMUSANGO ogwawabwa abategesi be bivvulu nga beemulugunya olw'okusalawo kwa Poliisi ye Ggwanga okuyimiriza ekivvulu kya kyarenga ekyali kitegekeddwa nga omubaka…

2 Min Read

Kitalo!! Bbosa eyali amyuka Ssenkaggale wa UPC , ne Munnamawulire Ssentongo kati bagenzi

BANNAUGANDA bakeredde mu kiyongobero, oluvanyuma lw'okufuna mawulire g'okufa kwe yali omumyuka wa Ssenkaggale we kibiina kya UPC Joseph Bbosa. Bbosa…

1 Min Read

3 abaddamu okukwatibwa Poliisi ku by’okutemula Kaweesi kyadaaki bayimbuddwa

EKITONGOLE kya Poliisi ekikola ku kunonyereza ku misango ekituula e Kireka (SIU) kyadaaki bayimbudde abasajja 3 abagambibwa okuba nti bamanyi…

1 Min Read

Okufuna olubuto ssi musango, Abayizi mubaleke bakole ebigezo, Bishop Ssebaggala

OMULABIRIZI we Mukono Rt. Rev. James william Ssebaggala alabudde abasomesa mu massomero ge kkanisa abagaana abayizi abawala okukola ebibuuzo bya…

2 Min Read

Munnakatemba Mariachi n’omuyimbi Nantume baganiddwa okuyinginga America

MUNNAKATEMBA Charles Kasozi amanyiddwanga Mariachi saako n'omuyimbi Maureen Nantume ensi yabaddugalidde bwe baabadde baakatuuka mu Ggwanga lya America ne balagirwa…

1 Min Read

Kasirye Ggwanga ayongedde okutaama ku basanyawo ebibira e Mityana, ababadde balimiramu abagobyeyo

MUNNAMAGGYE  eyawummula Gen. Wasswa Kasirye Ggwanga ayongedde okutaama nagenda mu bibira e Mityana nagobayo bonna ababadde balimirayo wakati mu kawefube…

2 Min Read

Omuzungu we Kalangala ali ku gy’okukabasanya amabujje agenda kuwozesebwa Masaka

KKOOTI ettusizza okuwulira emisango gy'okukabasanya amabujje egivunanibwa omuzungu munnaNsi ya Beligium Benard Glaser amanyiddwanga Bery. Bery ono nga yeyali addukanya…

1 Min Read

NRM ewangudde FDC e Hoima ne Kaabong mu kulonda okubadde okwakassameeme

ABAWAGIZI be kibiina kya NRM mu Disitulikiti ye Hoima ne Kabong baasuze mu kwejaga oluvanyuma lwa bantu baabwe abaabadde beesimbyewo…

1 Min Read

Abaddamu okukwatibwa ku by’okutta Kaweesi bakyabuze, Abawaabi nabo tebanafuna budde

BANNAMATEEKA ba basibe 3 abaddamu ne bakwatibwa ku misango gy'okutta eyali omwogezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi basobeddwa eka ne…

1 Min Read

Tumaze okwetegeka okulondesa e Hoima enkya, Kakiiko ke by’okulonda

AKAKIIKO ke by'okulonda kavuddeyo ne kakakasa e Ggwanga nga bwe bamaze okwetegeka okusobola okulaba nga batwala bulungi eby'okulonda ku ekifo…

1 Min Read

Tojja kufuula Mawogola bwa Kabaka!! Abalonzi batabukidde Kuteesa lw’akuleeta muwala we amuddire mu bigere

ABATUUZE mu Town Council ye Sembabule saako ne Gombolola ye Mabindo mu Mwogola North bavuddeyo ne batabukira Omubaka waabwe era…

2 Min Read

Sauna ezitali ku mutindo zakuggalwa, zisusse okwabika ne zikosa abatuuze, Poliisi

POLIISI ye Ggwanga yeesomye okuggala buli sauna eyazimbibwa nga abazimbi tebagoberedde bisanyizo, kye bagamba nti kino kivuddeko okwabika ne zikosa…

1 Min Read