EKITONGOLE ekinonyereza ku bulyake okuva mu maka g'obwaPulezidenti ekikulemberwa Col. Edith Nakalema saako ne Poliisi batandise okunonyereza ku ku mbeera…
OMULAMUZI wa we ddaala ery'okubiri mu Kibuga kye Mbarara aliko abantu 5 baasingisizza omisango egyekuusa ku kukumansa kasasiro ku nguudo.…
AKULIRA ekisinde kya People Power Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) alonze abantu abagenda okukulira omulimu gw'okukunga saako n'okukola emirimu gyonna…
POLIISI ye Ggwanga nga eyambibwako ekitongole kya maggye ekikessi CMI baliko abantu 3 abagambibwa okwenyigira mu kuwamba saako n'okutugumbula omuwala…
EYALI nalulungi wa Uganda mu mwaka gwa 2013-2014 Stella Nantumbwe embeera y'obwanalulungi asazeewo okugissa ku bbali nasalawo okwenyigira mu kutandikawo…
POLIISI ye Ggwanga kyadaaki efulumizza amannya amatuufu ag'abafiiridde mu bulumbaganyi bwe mmundu obwabaddewo mu kiro ekyakeesezza olw'okutaano. Omwogezi wa Poliisi…
EYALI Omukulembeze we Ggwanga lya Zimbabwe Robert Gabriel Mugabe eyafudde ku makya g'olwokutaano ku gy'obukulu 95, ye pulezidenti wa…
Brian Kirumira amanyiddwanga Brian White, nga ono yamanyika nnyo gye buvuddeko olw’okumansa mansa ensimbi, ebigambo byongedde okumwononekera, Kkooti bwe muwadde…
GAVUMENTI efulumizza olukalala lwa mmanya ga bayizi abalondobwamu okufuna ensimbi z'okwewola okusoma mu matendekero ag'awaggulu mu nkola eyagunjizibwawo gye buvuddeko…
OMUKAZI Sylivia Muhangi 32 omusomesa era omutuuze mu Disitulikiti ye Rukungiri, nga ono yali asingisiddwa omusango era naasibwa emyaka 2…
OMUVUBUKA Baker Kasumba akiguddeko abantu abatanategerekeka bwe bamuzindukirizza nga agenda okulaba ku nnyina ne bamukomerera emisuumaali mu bibatu nga bamulanga…
EKKANISA ya Uganda era ebuna wonna olwaleero efunye Ssabalabirizi omuggya Rt. Rev. Dr. Stephen Samuel Kazimba Mugalu era nga ono…
SSABALABIRIZI we kkanisa ya Uganda omuggya alondeddwa enkya ya Leero mu lusilika olutudde mu Kkanisa y'omutukuvu Paulo e Namirembe. Alondeddwa…
OMUKUBIRIZA w'olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Alitwala Kadaga alaze obutali bumativu eri ba Minisita abasusse okwebulankanya mu nkiiko ezituuzibwa ennaku…
ABALABIRIZI b’e kkanisa ya Uganda bonna bali mu keterekerero nga balindirira okulonda Ssabalabirizi we kkanisa omuggya mu lusilika olugenda okutandikaolunaku…
Sign in to your account