• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Farida Nakazibwe ayolekedde akaseera akazibu ku NTV lwa kuyisa maaso mu Sipiika Kadaga

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Luganda, National, News
130 7
Munnamawulire wa NTV Faridah Nakazibwe

Munnamawulire wa NTV Faridah Nakazibwe

ShareTweetSendShare

MUNNAMAWULIRE Farida Nakazibwe akola ne kitongole kya NTV ayolekedde akaseera akazibu ku mulimu gwe, oluvanyuma lwa bakamaabe nabo ebigambo okubasobera, bwe yavaayo gye buvuddeko naalumba omukubiriza w’olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Alitwala Kadaga gwe yayogerako nga asusse okukozesebwa okunyagulula e Ggwanga.

Nakazibwe okutuuka okutaama kyaddirira ababaka ba Palimenti okuvaayo ne beewa omusimbi obuwumbi 10, ensimbi ze bagamba nti zaali zakubayambako okuddayo mu bitundu byabwe basomese abantu ebifa ku kirwadde kya COVID 19 saako n’okugula amafuta mu zi Ambulensi zaabwe okutwala abalwadde mu malwaliro, ekintu ekyawawaaza ennyo e Ggwanga.

Abantu abasinga kino baavayo ne bakivumirira nga ne Nakazibwe mwomutwalidde, era ne bagenda mu maaso ne balumba omukubiriza w’olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Kadaga, bwe yavaayo nagaana omuntu yenna okuddamu okwogera ku bikwata ku nsimbi zino.

Nakazibwe nga ono yakola Pulogulaamu ya Mwasuze mutya ku NTV ne Spark TV  yagenda mu maaso naawandiika ku kibanja kye ekya TWITTER, nga agamba nti nga yye omu teyali mumativu n’ababaka saako ne Sipiika Kadaga mu kitiibwa kye okwewa ensimbi buli omu obukadde 20 nga bannansi bafa enjala, Wano yamugerageranya ku kalimpitawa, nti eno abantu olumala okugikozesa nga esuulibwa eba tekyalina mugaso gwonna.

Kino kyatankuula abantu bangi era ne bagenda mu maaso ne balumba Nakazibwe ku mikutu gya mawulire emigatta bantu nga bagamba nti atyoboodde Sipiika we Ggwanga, wewaawo nga ate abamu baamuwagira ku nsonga gye yaliko.

Kino kyamuwaliriza okuddamu okuwandiika ku mukutu gwe  ne yeetonda ku bye yawandiika nga agamba nti asaba Sipiika Kadaga amusonyiwe olw’olulimi lwe yakozesa nga awandiika, kyokka naalaga nti tasobola kwetonda ku kyababaka okutwala omusimbi obuwumbi 10 zaagamba nti zaaliyambye nnyo bannansi mu kiseera kino ekizibu kye bayitamu.

Wabula ensonda mu NTV zilaga nti abakulu abatwala ekitongole kino ssi basanyufu ne mbeera eno, nti kubanga Omukozi waabwe yayonoona ekifananyi kya kkampuni yabwe mu maaso g’omuntu omukulu mu ggwanga, era nga ssawa yonna bayinza okubaako okusalawo kwe bakola ku Nakazibwe sinakindi okugobwa okuva ku NTV.

Bano bagamba nti yadde yeetonda naye era kyali tekimala kubanga ebigambo bye yakozesa byali bisongovu nnyo kye bagamba nti bwe bamusigaza bayinza okufuna obuzibu.

Nakazibwe mukyala amanyiddwa nga ateerya ntama naddala nga waliwo ensonga ezinyigiriza abantu ba bulijjo atera okuvaayo naabako kyayogera.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share27Tweet17SendShare

Related Posts

National

Court Upholds Sanyu FM’s Dismissal of Former COO Betsy Mugamba in Unlawful Strike Case

4th November 2025 at 16:47
News

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52
National

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36
Next Post

COVID-19: 17 detained in Kabale for moving during curfew hours

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3220 shares
    Share 1288 Tweet 805
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    43 shares
    Share 17 Tweet 11
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    39 shares
    Share 16 Tweet 10
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1311 shares
    Share 524 Tweet 328
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    133 shares
    Share 53 Tweet 33
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Court Upholds Sanyu FM’s Dismissal of Former COO Betsy Mugamba in Unlawful Strike Case

4th November 2025 at 16:47

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Court Upholds Sanyu FM’s Dismissal of Former COO Betsy Mugamba in Unlawful Strike Case

4th November 2025 at 16:47

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda