• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Eddwaliro lye Kawolo balisazeeko amasanyalaze: batubanja obukadde 70, Dr Kiberu alikulira

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Health, Luganda, News
8 0
ShareTweetSendShare
EDDWALIRO lya Gavumenti ery’eKawolo liri mu kattu oluvanyuma lw’okusalibwako amasanyalaze nga kati ebbanja ligezze okutuuka ku bukadde 70 eza Uganda.
Kino kikosezza nnyo entambula y’emirimu mu ddwaliro lino, erijjanjaba abantu abangi okuva mu bitundu eby”enjawulo, saako n’abobubenje obutera okuggwa ku luguudo lwa Kampala Jinja High Way.
Akulira eddwaliro lino Dr. Joshua Kiberu agamba nti kino kivudde ku mbeera eliwo nga eddwaliro baliddabiriza, omulimu ogwatandika mu mwaka gwa 2017.
Agamba nti kati bakozesa amasanyalaze mangi ate nga omulimu guno we gwatandikira baali balina ebbanja lya bukadde 15, nga kati zirinnye okutuuka mu 70 kyagamba nti kisusse we babadde basuubira.
“Eddwaliro kati lyagaziwa kubanga tulina ebifo awalongoosebwa 2ate nga mulimu ebyuma ebipya bingi, amataala geyongerako obungi, Kabuyonjo ezikozesa amasanyalaze ne bilala kale bino byonna by’ongera ku muwendo gwa masanyalaze ge tukozesa, era nga kati gatulemye okusasula” Dr. Kiberu bwe yagambye.
Yagambye nti amalwaliro agasinga mu ggwanga kati bagakyusa ne bagazza kunkola eya yaka, nti kyokka eddwaliro lye Kawolo likyali ku nkola ey’okusoma mitta kyagamba nti olumu babakuba ensimbi nnyingi.

Mu mwaka gwa 2016 alipoota y’omubalirizi we bitabo bya Gavumenti yalaga nti yadde gavumenti ewereza ensimbi okuyambako amalwaliro gaayo, naye ensimbi ezisinga ziggwera mu kusasula mazzi n’amasanyalaze, ate nga n’olumu tezimala, kino ne kileka nga ebitongole ebimu tebikwatiddwako.

Kiberu era yalaze n’obwetaavu bw’okuba nti balina abasawo batono abakebera omusaayi, nagamba nti eddwaliro lyonna lilrina abasawo 10 bokka nga bano tebasobola kumala kubanga abalwadde baba bangi ate abamu ne bakooyera mu layini nga balinda okukolwako.

Bino yabitegezezza omuwandiisi we nkalakkalira mu Minisitule ye by’obulamu Diana Atwine, bweyabadde alambuala amalwaliro agenjawulo nga ne lye Kawolo kwolitadde ku nkomerero ya wiiki ewedde.

Atwiine mu kusooka yebazizza olw’omulimu ogukolebwa okusobola okugaziya eddwaliro lye Kawolo, nagamba nti agenda kulaba nga bayambako ku nsonga ya masanyalaze, saako n’okwongera ku muwendo gwa basawo mu ddwaliro lino.

Mu kiseera kino eddwaliro lino liri mu kugaziyizibwa omulimu ogugenda okumalawo ensimbi obuwumbi 39, nga omulimu gukolebwa kkampuni yea Excel Construction Compony.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share113Tweet1SendShare

Related Posts

National

20-year-old Woman Arrested After Dr’ Spire’s Death at Kajjansi Lodge

2nd July 2025 at 22:19
News

Uganda Woos UAE Investors with Vast Opportunities in Agriculture and Tourism

1st July 2025 at 20:07
News

Born To Cry: The Tragic Reality of Birth Asphyxia In Uganda As Government Launches My Baby’s Cry Campaign

1st July 2025 at 19:46
Next Post

How legalising football betting can help save youth

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1105 shares
    Share 442 Tweet 276
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2285 shares
    Share 914 Tweet 571
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    41 shares
    Share 16 Tweet 10
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    117 shares
    Share 47 Tweet 29
  • Pastor Bugingo Seeks Reconciliation with Teddy and Children, Prays for Makula’s Twins

    19 shares
    Share 8 Tweet 5
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Ms Irene Naikaali Ssentongo,Country Director, 
The Hunger Project – Uganda

OP-ED: Epicenters of progress, accelerating the Parish Development Model

3rd July 2025 at 20:10
Phillip R. Ongadia

PHILLIP R. ONGADIA: NRM joint campaign: The party’s fault line

3rd July 2025 at 18:58

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0
Ms Irene Naikaali Ssentongo,Country Director, 
The Hunger Project – Uganda

OP-ED: Epicenters of progress, accelerating the Parish Development Model

3rd July 2025 at 20:10
Phillip R. Ongadia

PHILLIP R. ONGADIA: NRM joint campaign: The party’s fault line

3rd July 2025 at 18:58

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda