• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Banange mufune endaga muntu, Bobi Wine akuutidde abavubuka b’eNakaseke

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda, News
4 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya Moses Kizito Buule

OMUBAKA wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye abavubuka okuva mu muzannyo gwe balimu ennaku zino wabula bagende yonna gyebawandikira bafune endaga muntu nga elimu ku makubo mwe bagenda okuyita okukyusa obukulembeze budde mu bantu ab’emyaka gyabwe.

Kyagulanyi agamba nti omuvubuka awezezza emyaka 18, naye nga talina ndaga muntu oyo aba ssi wabuvunanyizibwa, kubanga aba tabalirwa mu bantu abo abayinza okwetaba mu kusalirawo eggwanga lye butya bwe lirina okutambula, wabula aba agirina asobola okuvaayo n’ayogera ekimuluma kubanga aba abalirwa mu bannaUganda abajjuvu.

Okw’ogera bino yabadde mu makaage agasangibwa ku kyalo Magere mu Disitulikiti ye Wakiso, bwe yabadde asisinkanye abavubuka okuva mu Disitulikiti ye Nakaseke, abakulembeddwamu omuwanika w’ekibiina ekigatta bannnamawulire mu ggwanga Esther Nakawooya era nga yalubirira okwesimbawo okukikirira Disitulikiti ye Nakaseke ku kifo kya Bakyala mu Palimenti omwaka 2021.

Kyagulanyi ku kkono nga ayaniriza Nakawooya eggulo

Kyagulanyi yabategezezza nti balina okunywera saako n’okugumira buli ekijja nga olwo lwe banasobola okwetaba mu kuleeta enkyukakyuka mu ggwanga lyabwe.

Ye Nakawooya eyakulembeddemu abavubuka bano yalaze obwetaavu eri ababaka abakikirira abavubuka okuvaayo okw’ogera ensonga eziruma abavubuka mu ggwanga omuli ebbula ly’emirimu, obwavu, okukozesebwa nga tebasasulwa ne bilala, bye yayogeddeko nga ebivuddeko abavubuka okuggwaamu amaanyi ne batuuka n’okutandika okw’enyigira mu mize emikyamu omuli obubbi n’okukozesa ebilagaralagara.

“Abavubuka bangi basomye naye tebalina mirimu, ate ekisinga okwenyamiza tewali ab’ogerera, ne bwe wandibaddewo ababoogerera nabo tebamanyi biluma bavubuka, kale ffe ffenyini tulina okw’ebereramu tulabe nga tutwala ab’emyaka gyaffe mu bukulembeze basobole okulwanirira ebituluma.” Nakawooya bwe yagambye.

Bonna awatali kw’esalamu baasuubizza okuwagira Pulogulaamu zonna Kyagulanyi z’anateeka mu nkola okusobola okubayambako okwekulakulanya mu kitundu kye Nakaseke.

Bamutonedde ebirabo omw’abadde amatooke, enkoko ne bilala.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

News

President Museveni meets NRM mobilizers 

5th September 2025 at 17:42
News

5th September 2025 at 17:41
National

President Museveni pledges to uplift veterans from poverty 

5th September 2025 at 17:36
Next Post

Video:Councilor Segirinya wants shs 1.4b for embarrassing arrest

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    317 shares
    Share 127 Tweet 79
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    215 shares
    Share 86 Tweet 54
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    82 shares
    Share 33 Tweet 21
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    67 shares
    Share 27 Tweet 17
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1240 shares
    Share 496 Tweet 310
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni meets NRM mobilizers 

5th September 2025 at 17:42

5th September 2025 at 17:41

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni meets NRM mobilizers 

5th September 2025 at 17:42

5th September 2025 at 17:41

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda