• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Friday, February 3, 2023
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ebbugumu mu kulonda omulabirizi wa Mukono addako; babaano abali mu lw’okaano

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
16th January 2023 at 19:01
in Luganda, National, News
0 0
0
Ebbugumu mu kulonda omulabirizi wa Mukono addako; babaano abali mu lw’okaano

Rev. Enos Kitto Kagodo ku kkono ne Rev. Godfrey Sengendo abalindiridde okulondebwako omu okufuuka omulabirizi wa Mukono omuggya

0
SHARES
0
VIEWS
ShareTweetSendShare

OLUNAKU lw’okubiri enjuba enagenda okugwa nga Obulabirizi bwe Mukono bumaze okufuna omulabirizi omuggya.

Gye buvuddeko omulabiri w’obulabirizi bwe Mukono aliko Rt. Rev. James Williams Ssebaggala yawummula emirimu gye gyawerezza obulabirizi okumala emyaka egisoba mu 13.

Ono akoze emirimu egy’enkulakulana mu bulabirizi miyitirivu naye nga bwe b aalugera nti awalungi tewaba wammwe ekiseera kyatuuse nawummula emirimu mu butongole.

Mu lusilika lwa Balabirizi bonna ab’ekkanisa ya Uganda olugenda mu maaso mu bitundu bye Lweza  mu Wakiso mu kiseera kino, nga lukubirizibwa Ssabalabirizi Rt. Rev. Stephen Kaziimba Mugalu omulimu gw’okulonda omulabirizi we Mukono mwe kugenda okubeera olunaku lw’okubiri.

Mu mannya agaamaze edda okusunsulibwa akakiiko k’obulabirizi akakola ku kusunsula abo abasanidde okuba abalabirizi mulimu Rev. Enosi Kitto Kagodo ne Rev Godfrey Sengendo nga ku bano kwe kugenda okulondebwako omu anadda mu bigere by’omulabirizi Ssebaggala eyawumula.

Rev. Enos Kagodo yoomu ku bawereza mu kkanisa abamaze ebbanga eddene nga awereza mu bifo eby’enjawulo era nga mu kiseera kino ye Dean wa lutikko y’abatukuvu Phillipo ne Andereya ey’obulabirizi bwe Mukono.

Rev. Godfrey Sengendo nga mu kiseera kino ye Ssabadiikoni w’obusabadiikoni bwe Nasuuti mu Mukono naye atunuliddwa nnyo okutwala ekifo kino, nga kati kisigalidde eri balonzi abalina olukusa okulonda mu mateeka agafuga ekkanisa ya Uganda okulondako omu ku bo.

Omulabirizi Sebaggala abadde akyogera lunye nti Katonda yalonda abakulembeze be kkanisa era gyabadde ayita yonna nga asiibula abakulisitaayo nga abasaba okusaba ennyo Katonda abalondere omulabirizi omulungi.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Mukono DiocesRev. Enos Kitto KagodoRev. Godfrey Sengendo
Previous Post

Jinja: RCC halts activities on contested Health Centre land

Next Post

President Museveni attends Abu Dhabi Sustainability Week Summit

Next Post
President Museveni attends Abu Dhabi Sustainability Week Summit

President Museveni attends Abu Dhabi Sustainability Week Summit

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In