• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Eby’ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya bikyali bibi, okuwulira okusaba okweyimirirwa bakutaddeyo mwaka gujja

Era kigambibwa nti nga 23.August.20021 ababaka wamu ne banaabwe batta Francis Mugerwa Kiiza, Sulaiman Kakooza ne Tadeo Kiyimba abaali abatuuze  ku kyalo Ssettaala mu kibuga kye Masaka.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 months ago
in Court, Luganda, National, News
0 0
Ababaka Segiriinya ne Sewanyana mu kkooti gye buvuddeko

Ababaka Segiriinya ne Sewanyana mu kkooti gye buvuddeko

ShareTweetSendShare

ABABAKA Muhammad Segiriinya owa Kawempe North ne munne Allan Sewanyana owa Makindye West ebigmbo bikyabononekedde, Kkooti ekola ku misango gya naggomola bw’eyongezaayo okuwulira okusaba okweyimirirwa okutuusa omwaka ogujja.

Kitegerekese nti bano baakuddizibwa mu kkoti eno nga 20. February.2023 omulamuzi asobole okuwulira okusaba kwabwe okwatekebwayo bannamateeka baabwe okuli Erias Lukwago  ne Samuel Muyizi nga bawakanya kkooti okukandaliriza abasibe baabwe okumala ebbanga eddene mu kkomera e Kitalya.

Bannamateeka baalaga mu kusaba kwe baateeka mu kkooti nti abantu baabwe baali bamaze ebbanga elisukka mu myezi omukaaga nga tebawozesebwa, kye bagamba nti mu mateeka baba balina okufuna okweyimirirwa.

Bayongerako nti abasibe balwadde era nga obulwadde baabujja ku ngeri gye bakwatibwamu mu kkomera gye bali ne bagamba nti beetaaga okufuna obujjanjabi obwenjawulo nga bali wabweru.

Oludda oluwabi lugamba nti ababaka bano wamu ne banaabwe abalala abali mu kkomera e Kitalya bavunanibwa emisango gy’obutemu obwakolebwa mu bitundu bye Masaka, era nga kigambibwa nti bano beetaba mu kutta omutuuze Joseph Bwanika eyali abeera mu Gombolola ye Kibinge mu Disitulikiti ye Lwengo nga 12. August.2021.

Era kigambibwa nti nga 23.August.20021 ababaka wamu ne banaabwe batta Francis Mugerwa Kiiza, Sulaiman Kakooza ne Tadeo Kiyimba abaali abatuuze  ku kyalo Ssettaala mu kibuga kye Masaka.

Kigambibwa nti era ababaka baateekanga sente mu butemu obwakolebwa mu kitundu kye Masaka mu mwaka gwa 2021.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

Ntungamo District officials appearing before the committee
National

Ntungamo District officials grilled over irregular payments

23rd March 2023 at 21:17
The Chairperson of the Budget Committee, Hon. Patrick Isiagi (R) with his deputy, Hon. Wamakuyu Mudimi during the meeting
National

Judiciary seeks Shs1.6bn for Judges security

23rd March 2023 at 16:22
Some of the destroyed crops on the contested land
National

Over 2,000 Mukono residents cry to President Museveni to save them from illegal eviction

23rd March 2023 at 15:19
Next Post
MULIA Foundation children who are going to perform at collins Hotel Mukono

MULIA Foundation Children organizes Charity Education Concert at Collins Hotel Mukono

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In