• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Okulwanyisa obumenyi bwa mateeka mu Kampala; Abakulira okunonyereza ku misango 402 bakyusiddwa.

Wano abakessi okuva mu bitundu ebyesudde Kampala baleteddwa nga omu ku kawefube w’okugonjoola ensonga z’obumenyi bwa mateeka  ezibadde zisusse okweriisa enkuuli mu bitundu bya Kampala, Mukono ne Wakiso.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News
3 0
Akulira ekitongole kya CID Maj. Tom Magambo

Akulira ekitongole kya CID Maj. Tom Magambo

ShareTweetSendShare

Akulira ekitongole ekinonyereza ku misango (CID) AIGP Major Tom Magambo akoze enkyukakyuka mu bakulira okunoonyereza ku misango ku Poliisi ez’enjawulo mu Kampala ne miriraano, okulese abamu nga basindikiddwa wabweru we kibuga.

Kino kidiridde obumenyi bwa mateeka okweyongera mu bitundu bya Kampala, Mukono saako ne Wakiso omwabadde n’abazigu abaabadde bambadde engoye z’amaggye okuwamba munnansi wa Pakistan okuva mu bitundu bye Kira ne bamunyaga oluvanyuma n’asuulibwa mu bitundu bye Mukono.

Okusinziira ku kiwandiiko ekifulumiziddwa ekitongole kya CID kilaze nga abakulira okunonyereza ku misango 402 bakoseddwa enkyukakyuka zino, era nga abamu baggiddwa mu bitundu gye babadde bakolera ne batwalibwa awalala saako n’abamu okufulumizibwa ebitundu bya Kampala.

Wano abakessi okuva mu bitundu ebyesudde Kampala baleteddwa nga omu ku kawefube w’okugonjoola ensonga z’obumenyi bwa mateeka  ezibadde zisusse okweriisa enkuuli mu bitundu bya Kampala, Mukono ne Wakiso.

Kitegerekese nti era ono yandiba nga yoomu ku kawefube akulira ekitongole ekinonyereza ku misango Major Tom Magambo gwatandise okusobola okumalawo obulyi bwe nguzi mu Kampala ne miriraano obubadde bususse ate nga n’abamu ku bakulu babadde bamaze ebbanga ddene mu zi offiisi.

Ono era agenze mu maaso mu ngeri y’okugogola ekitongole nakyusa abamu ku basilikale abakuze mu myaka ne bazzibwa mu ngoye za Poliisi ezimanyiddwa, ne basikizibwa abavubuka abato abakyalina ku maanyi.

Okuva Magambo bwe yalondebwa okukulira ekitongole kya Poliisi ekinonyereza ku misango akoze enkukakyuka nyingi nga kwotadde n’okuzzayo abamu ku bakungu mu kitongole okufuna obutendeke obwenjawulo mu kunonyereza ku misango saako n’engeri y’okufunamu obujulizi.

Okusinziira ku alipoota ezikwata ku bumanyi bwa mateeka ezizze zifulumizibwa zilaze nti emisango mingi egibadde giletebwa ku poliisi ez’enjawulo, nti kyokka gino teginonyerezebwako bulungi ekiviirako egimu okugobwa mu mbuga z’amateeka olw’okubulawo obujulizi.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

News

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52
National

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36
News

President Museveni announces massive fish farming drive as he campaigns in Serere 

3rd November 2025 at 19:21
Next Post
Abbey kibirige Semuwemba

ABBEY KIBIRIGE SEMUWEMBA: Putin has already achieved his objectives in Ukraine

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3220 shares
    Share 1288 Tweet 805
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    42 shares
    Share 17 Tweet 11
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    38 shares
    Share 15 Tweet 10
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1311 shares
    Share 524 Tweet 328
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    133 shares
    Share 53 Tweet 33
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

NEMA Shuts Down Busowoko Falls Resort Beach After Tragic Drowning Incident Which Killed UNOC Engineer

4th November 2025 at 08:52

DIPLOMATIC EMBARRASSMENT: Eswatini Revokes Bamwine’s Honorary Consul Appointment Amid CID Fraud Probe

4th November 2025 at 07:36

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda