• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omubaka Sebamala; Ruto agenda kuwagira nnyo omukago gwa East Africa

Ono abadde buli kyakola nga akyali mumyuka wa Pulezidenti nga kilaga nti Entebe abadde agyagala tekyamuguddeko bugwi nga abasinga bwe babadde balowooza.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, News, Politics
7 0
Eng. Richard Sebamala ne Pulezidenti wa Kenya William Ruto

Eng. Richard Sebamala ne Pulezidenti wa Kenya William Ruto

ShareTweetSendShare

OMUBAKA wa Bukoto Central mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Eng. Richard Sebamala akubye tooci mu bukulembeze bwa Pulezidenti wa Kenya omuggya William Ruto bwagambye nti bugenda kuyamba nnyo omukago gwa East East Africa saako ne Uganda nga e Ggwanga okutwaliza awamu.

Sebamala agamba nti ye nga omuntu mukwano gwa Pulezidenti Ruto, era emirundi mingi babeera boogera ku butya amawanga okuli Uganda ne Kenya gye gayinza okutambuzaamu eby’enfuna,  ekigambo kwegatta okwawamu okwa East Africa tekimuva ku mimwa.

“Okwegatta mu mukago kitegeeza nti tulina okufuna omukulembeze omu, ensimbi tulina kukozesa zezimu, ebiwandiiko eby’enjawulo byonna bilina okuba bye bimu, okwegatta kw’obutale bwe byamaguzi ne bilala.

Kino ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni naye aludde nga akilwanirira kati kitegeeza nti kiyinza okwongera okutambula amangu singa Pulezidenti Ruto naye akiteekamu amaanyi” Sebamala bwe yanyonyodde website eno ku lw’okubiri.

Sebamala asisinkana Ruto

Nasisinkana Ruto nga mpita mu mirimu gyange egy’obwaYinginiya gye nkola mu bitundu bya mawanga ga East Africa ag’enjawulo, era okuva ku olwo mukwano gwange nze nga omuntu saako ne Famire yange.

Naye nakizuula nti musajja mukozi nnyo era ayagala nnyo abavubuka okukola babeemu n’akasente mu nsawo engeri gyali nti yakula mulenzi  mwavu ekitegeeza nti amanyi ebisoomoza buli mwavu.

Buli lwe tubadde tunyumyamu naye nga ankubiriza okufunira abavubuka emirimu nti kubanga bwe baba tebakola bayinza okuletera e Ggwanga obuzibu saako n’obuvuyo obutatadde.

Kwegamba tayogera ku Ggwanga lye erya Kenya lyokka wabula ayogera buli kintu nga akissa ku mawanga gonna agakola East Africa ekitegeeza nti omukago wakati wa mawanga gonna agutegeera era agwagalira ddala.

Nze nkilaba engeri gyakyali omusajja owa maanyi nga ne myaka teginamuyitako nnyo naye yandyagadde okukulemberako ku mukago guno nga ebisanja 2 ebimuwebwa Ssemateeka wa Kenya tebinaggwako.

Eby’emirimu

Ruto ku nsonga ye mirimu eri bannaNsi be sisuubira nti kigenda kumukalubirira kubanga yatandika dda okugiteekawo kasita yafuna obukulembeze, okugeza nti alina amasundiro ga mafuta okwetoloola amawanga ag’enjawulo nga ne Uganda kwogitadde.

Yoomu ku bantu abasinga okuba ne ttaka mu Kenya nga emu ku nsonga eyasinga okumuguzisa ettaka kwe kusikiriza ba musiga nsimbi okuyingira e Ggwanga lye abawe ettaka bateekeko amakkolero ag’enjawulo abantu be bafune emirimu.

Ono abadde buli kyakola nga akyali mumyuka wa Pulezidenti nga kilaga nti Entebe abadde agyagala tekyamuguddeko bugwi nga abasinga bwe babadde balowooza.

Tusuubira nti abamu ku bakulembeze mu Uganda basobolera ddala okukoppa enkola ya Ruto okusobola okwongera okukulakulanya ensi yaffe kubanga buli kimu naffe tukirina” Sebamala bwe yayongeddeko.

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

Business

Kabira Country Club Unveils State-of-the-Art Techno Gym Machines in Kampala

13th September 2025 at 23:24
News

Luwero Roadside market vendors tipped on household income as President Museveni offers financial support 

13th September 2025 at 23:02
News

Col. Nakalema delivers key speech at UK- Africa Business Summit, Uganda lauded as best investment destination 

13th September 2025 at 21:38
Next Post
Benjamin Tumusiime

Kagadi Deputy RDC rallies local leaders to join struggle in protecting wetlands

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    331 shares
    Share 132 Tweet 83
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    230 shares
    Share 91 Tweet 57
  • Is Tycoon Sudhir Turning Crane Bank Properties into Supermarket Chain?

    182 shares
    Share 73 Tweet 46
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    99 shares
    Share 40 Tweet 25
  • ### Sudhir Ruparelia Unveils One-10 Apartments: A New Era of Luxury Living in Kampala’s Heart

    91 shares
    Share 36 Tweet 23
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Kabira Country Club Unveils State-of-the-Art Techno Gym Machines in Kampala

13th September 2025 at 23:24
Richard Musaazi

RICHARD MUSAAZI: The Problem of Child Trafficking in Uganda

13th September 2025 at 23:09

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Kabira Country Club Unveils State-of-the-Art Techno Gym Machines in Kampala

13th September 2025 at 23:24
Richard Musaazi

RICHARD MUSAAZI: The Problem of Child Trafficking in Uganda

13th September 2025 at 23:09

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda