• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omusaayi tukyagwetaaga mu bungi, Aba Nakasero Blood Bank basabye bannaUganda

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
11 months ago
in Health, Luganda, National, News
0 0
Omusumba Samuel Lwandasa nga awayo omusaayi eri aba Nakasero Blood Bank

Omusumba Samuel Lwandasa nga awayo omusaayi eri aba Nakasero Blood Bank

ShareTweetSendShare

Ab’ekitongole ky’omusayi ekya Nakasero Blood Bank balaajanidde bannayuganda bafeeyo nnyo okujjumbira okugaba omusaayi nti kuba gw’etaagibwa nnyo mu bungi okusobola okutaasa obulamu.

Omukugu mu kitongole ekyo Moses Turyamureba yategezezza bino bwe yabadde ku kkanisa ya Mt Lebanon  Christian Centre church esangibwa mu kibuga Mukono wakati mu ntekateeka mwe baagabidde omusaayi n’ategeeza nga bwe betaaga omusaayi mu bungi nti kuba abantu abagwa mu biti eby’enjawulo omuli abalwadde ba cancer, abagwa ku bubenje, wamu nabalala bagwetaaga nga n’olwekyo gulina okuwebwayo okutaasa obulamu bwabwe.

Turyamureba agamba mu kiseera kino eky’oluwummula bo ng’abakola mu kitongole ekigaba omusaayi basanga okusomozebwa kungi, bwekituuka ku kufuna omusaayi kuba mungi baguggya mu massomero nga mu kiseera kino bali mu luwummula ate bantu ba bulijjo bakolubo okuwaayo omusaayi.

Yye eyakuliddemu entekateeka eno era nga ye musumba wa Mt Lebanon Samuel Lwandasa yakunze abantu okwenyigira mu kugaba omusaayi kiyambeko okumalawo ebula lyagwo mu malwaliro nti kubanga kino kiwaliriza amalwaliro okugutunda songa tekyetaagisa.

Livinstone Matovu akulira eby’obulamu mu kkanisa eno yakukulumidde abasawo ab’enyigira mu bikolwa by’okutunda omusaayi kyokka nga abantu bawayo gw’abwerere n’asaba ekyo kikyusibwemu okusobola okutaasa obulamu bwa bannaNsi.

Liita ezisoba mu 67 zezakuganyiziddwa okuva mu bantu, mu nteekanteeka eno ebadde ey’olunaku olumu.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

President Yoweri Museveni with the former Chancellor of Austria His Excellency Alfred Gusenbauer
National

President Museveni meets former Chancellor of Austria, discuss investment opportunities in Uganda

29th March 2023 at 00:08
President Yoweri Museveni welcomes coffee value addition investor to Uganda
National

President Museveni welcomes coffee value addition investor to Uganda

28th March 2023 at 20:29
Deputy Speaker Thomas Tayebwa and H.E King Ceasor Mulenga T.G
National

You are a gift to this country! Tayebwa praises King Ceasor Mulenga T.G for supporting humanity

28th March 2023 at 16:42
Next Post
KICK-U Executive Director, Kakuru Robert Byamugisha

Corruption Whistleblowers Call For More Assurance on Government Protection

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In