• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bitutamye, batutendeka bya kijaasi; Ba kkansala ba NUP e Wakiso abaagenda ewa Museveni balajanye

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News, Politics
14 1
Abamu ku bavubuka ba Kikankane Group lwe baasisinkana Museveni oluvanyuma lw'okutendekebwa

Abamu ku bavubuka ba Kikankane Group lwe baasisinkana Museveni oluvanyuma lw'okutendekebwa

ShareTweetSendShare

Abamu ku bakkansala be Kibiina kya NUP saako n’abavubuka abaali abawagizi abaamaanyi mu Disitulikiti ye Wakiso, nga bano gye buvuddeko baakwata ekkubo ne bagenda okusisinkana Pulezidenti Museveni balajanye oluvanyuma lw’okukizuula nti ekyabatwala ssi kye baliko mu kiseera kino.

Bano bategezezza nti mu nkambi gye bali batendekebwa bya kijaasi era nga tebakkirizibwa yadde okwogera n’omuntu yenna, kye bagamba nti ssi yeemu ku nsonga eyabasuubizibwa bwe baali bagenda.

Meddie Kayabula nga ono yoomu ku baagenda era nga mu kiseera kino ali munda mu nkambi agamba nti bwe baatuusibwa mu kitundu gye bali, baggibwako amasimu nga mu kiseera kino tebasobola yadde okuwuliza famire zaabwe.

Agamba nti okuva lwe baatuuka tewali yadde n’ekimu ku bye baayogerako kye baali bakoze okujjako okubatendeka eby’ekijaasi saako n’okubasomesa engeri ekibiina kya NRM gye kikolamu emirimu gyakyo.

“Abasomesa era basiiba batulabula eri akabi akali mu kuwagira NUP, era nga tutegezebwa nti NUP telina gyegenda kututwala okujjako twegatte ku NRM yegenda okubaako kye tuyamba

Twali twakkaanya  nti byonna ebikolebwa mu nkambi gye tuli bisigale nga byakyama, kyokka ekitwewunyisa kwe kuba nti buli kintu kilabikira mu mawulire, kweggamba balinga abaagala okutulabisa buli kadde” Kayabula bwagambye.

Bo ba kkansala abatagenda bakubye banaabwe akakule ne babasaba okugumira buli kizibu kye basanga mu bifo gye baatwalibwa kubanga bantu bakulu era baalabulwa ku binaddirira kyokka amantu nga bagataddemu ppamba.

“Ffe tubalinze bade bajjemu Matia Lwanga Bwanika obwesige nga bwe baatusuubiza nga bakomyewo” Omu ku ba kkansala bwe yategezezza.

Ensonda zilaga nti bano baasubizibwa emmotoka premio empya saako ne sente enkalu nga bino bye byabasuula amatu ne beefuulira banaabwe okwegatta ku NRM

Pulezidenti Museveni ensangi zino ali mu kawefube ag’endererwamu okusanyawo obukundi bwe kibiina kya NUP mu Wakiso nga gyebuvuddeko yasisinkana ekibinja kya bavubuka abaali abawagizi ennyo aba NUP abamanyiddwanga KIKANKANE group


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share3Tweet2SendShare

Related Posts

News

Jinja City Braces for Bobi Wine’s Rally Amidst Security Concerns: The Unseen Victims of Political Rallies: Vendors and Ordinary Citizens

27th November 2025 at 09:05
News

From City Council Speaker To Parliamentarian: Mbayo’s Quest for Jinja City South West Constituency

27th November 2025 at 08:54
Nakawa Deputy RCC Edrine Benesa
News

BENESA EDRINE: Peace, Progress, and Grassroots Power! The Key Factors Giving President Museveni the 2026 Edge

26th November 2025 at 20:37
Next Post
Singer Rema and her husband Hamza in Dubai

Valentine's Day: Are you lost for what to do? Try these fun activities

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1347 shares
    Share 539 Tweet 337
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    154 shares
    Share 62 Tweet 39
  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3232 shares
    Share 1293 Tweet 808
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2363 shares
    Share 945 Tweet 591
  • One Of The Most Popular Payment Methods In South Africa: Vouchers

    15 shares
    Share 6 Tweet 4
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Jinja City Braces for Bobi Wine’s Rally Amidst Security Concerns: The Unseen Victims of Political Rallies: Vendors and Ordinary Citizens

27th November 2025 at 09:05

From City Council Speaker To Parliamentarian: Mbayo’s Quest for Jinja City South West Constituency

27th November 2025 at 08:54

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Jinja City Braces for Bobi Wine’s Rally Amidst Security Concerns: The Unseen Victims of Political Rallies: Vendors and Ordinary Citizens

27th November 2025 at 09:05

From City Council Speaker To Parliamentarian: Mbayo’s Quest for Jinja City South West Constituency

27th November 2025 at 08:54

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda