• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Muveeyo mulwanirire eby’obugagga ebili mu kitundu kyammwe; Kabuleta akunze bannabyabufuzi abaagwa mu kalulu e Bukedi

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News, Politics
2 0
Joseph Kabuleta

Joseph Kabuleta

ShareTweetSendShare

Eyesimbawo ku kifo ky’omukulembeze we Ggwanga Joseph Kabuleta era nga yakulembera ekisinde kya National Economic Empowerment Dialogue ( NEED)  akunze bannabyabufuzi bonna abaagwa mu kalulu ka 2021 mu bitundu bya Bukedi okuvaayo n’amaanyi balwanirire eby’obugagga ebili mu bitundu byabwe, kyagamba nti kye kigenda okuyamba abantu ba bulijjo okubifunamu beekulakulanye.

Bwabadde ayogerako gye bali wakati mu kawefube gwe yatongoza gye buvuddeko mu lukiiko olw’etabyemu bannabyabufuzi abaagwa ku buli mutendera mu disitulikiti 7 saako n’amassaza 22 abasobye mu 120, Kabuleta agambye nti okunoonyereza kwalaga nti ekilombe kya Zaabu ekigenda okusinga obunene mu Ggwanga  kyatongozebwa mu kitundu kye Busia era nga kigenda kufulumyanga ttani 1 buli lunaku okusinziira ku lupapula lwa New Vision olwafuluma nga ennaku z’omwezi 11th, 2012.

Agamba nti kyazuulibwa nti ttani obukadde 8.9 obwa zaabu bwe buli mu kitundu kino nga wano balina okuvaayo okulaba nga tebutwalibwa bantu be bbali bokka bafunemu nga ab’omukitundu beerya nkuta ku mimwa.

“Omuwendo gwa sente kilo ya Zaabu gw’egula kati ziri emitwalo 55,000 eza doola ya America ku katale ke Nsi yonna nga kitegeeza nti ekitundu kya Bukedi kiyinza okuva mu bwavu bwe kibaddemu singa bannanyini kyo balwanirira ebyabwe.

“Mulina okuzuukuka kubanga mwewunye lwaki ekitundu mwe muwangalira nga kirinaanye Kenya kibeera kyavu ekisukkiridde? Mulina omuceere, mulina ettaka eddungi, mulinaanye ennyanja Nalubaale kyokka buli kadde mwe muba musinga okuba ne njala n’obwavu” Kabuleta bwe yewunyizza.

Yabategezezza nti balina okuzuukuka bayimirire n’obuvumu balwanirire ettaka lyabwe eddene elitwaliddwa bannabyabufuzi abali mu bbo munda ne balyegabira oluvanyuma ne balifunamu nga abantu bokka n’abokka.

Mu mwezi gw’omwenda omwaka gunoKabuleta yatongoza ekisinde kya NEED ne kigendererwa eky’okukunga bannabyabufuzi abaagwa mu kalulu okuvaayo okulwanirira eby’obugagga ebisangibwa mu bitundu byabwe.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

News

President awards distinctive elders inspiring Ugandans

19th September 2025 at 07:27
News

President Museveni calls for peaceful dialogue as IPOD summit charts path for unity ahead of 2026 elections 

19th September 2025 at 07:18
News

Energy Conservation Bill hits snag

18th September 2025 at 15:39
Next Post
Joel Ssenyonyi

Stop 'stealing' money from Museveni using our name! Opposition tells off Uganda Police 

  • Is Tycoon Sudhir Turning Crane Bank Properties into Supermarket Chain?

    256 shares
    Share 102 Tweet 64
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    252 shares
    Share 92 Tweet 57
  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    335 shares
    Share 134 Tweet 84
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    100 shares
    Share 40 Tweet 25
  • ### Sudhir Ruparelia Unveils One-10 Apartments: A New Era of Luxury Living in Kampala’s Heart

    93 shares
    Share 37 Tweet 23
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Fumes of Fury: What’s Burning Inside dfcu Bank?

19th September 2025 at 12:05

President awards distinctive elders inspiring Ugandans

19th September 2025 at 07:27

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Fumes of Fury: What’s Burning Inside dfcu Bank?

19th September 2025 at 12:05

President awards distinctive elders inspiring Ugandans

19th September 2025 at 07:27

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda