• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tukooye okutuyisaamu amaaso!! Abavubuka bafuumudde Ssentebe wabwe Jacob Eyeru

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News, Politics
8 0
Jacob Eyeru Ssentebe wa Bavubuka mu Ggwanga eyakwatiddwa ku nkoona

Jacob Eyeru Ssentebe wa Bavubuka mu Ggwanga eyakwatiddwa ku nkoona

ShareTweetSendShare

 

ABAVUBUKA okwetoolola e Ggwanga lyonna bavudde mu mbeera ne basalawo okujja obwesige mu Ssentebe wabwe Jacob Eyeru gwe baalonda gye buvuddeko nga bamulanga obwaSsemugayavu saako n’okubayisaamu amaaso.

Bano bagamba nti Eyeru okuva lwe baamulonda enkola ye ey’emirimu tetegerekeka era nga n’okumufuna kiba kizibu nnyo, olwo ne basalawo okumujja mu ntebbe bateekemu omulala anatambuza emirimu saako n’okwogera ku nsonga ezibaluma.

Bino baabituuseeko ku lw’okusatu bwe baabadde basisinkanye ku offiisi zaabwe ezisangibwa e Ntinda mu Kampala gye baabadde bazze okusisinkana mu lutuula lwabwe olubeerawo buli mwaka nga tebanakuza lunaku lwa Bavubuka olw’eNsi yonna.

Ekimu ku byasinze okubatabula kwe kutuuka ku offiisi zaabwe awabadde wasuubirwa okuba olukiiko, kyokka ekyabajje enviiri ku mutwe kwe kugaanibwa okuyingira nga abakuuma ddembe babategeeza nga bwe batalina lukusa lubakkiriza kuyingira ku kitebe.

Era balumiriza Eyeru n’obukulembeze bwe okwekobaana ne bagenda okutuula n’omukulembeze we Ggwanga nga tebabategezezaako yadde okugenda mu bitundu gye babeera okufuna ebirowoozo byabwe, kye bagamba nti buno bwanakyemalira bwe batagenda kukkiriza.

Gordan Musinguzi Ssentebe wa bavubuka e Nakaseke yategezezza nti omwaka oguwedde tebasobola kutuuza lukiiko luno nga bwe kilina okuba,  era nga ne mu guno telutudde  nga abakulembeze beekwasa ekilwadde kya Covid 19, nagamba nti baakizudde nga waliwo ekkobaane eri abakulu mu Offiisi ya bavubuka okunyaga ensimbi omukulembeze we Ggwanga ze yawereza okukola emirimu gya bavubuka.

Yategezezza nti oluvanyuma lw’okuzuula ekkobaane lino baasazeewo Ssentebe Eyeru bamujjemu obwesige nga bayita mu mateeka agalungamya obukulembeze bwa bavubuka mu Ggwanga era bonna awatali kwesalamu ne bateeka emikono ku kiwandiiko.

Bano era baakanze kulinda Ssentebe nga talabikako era nga namasimu ge mu kiseera ekyo yabadde tagakwata ekyayongedde okubatabula ne beesala akajegere nga baagala okutwala ekiwandiiko omuli ensonga zaabwe zonna ew’omukulembeze we Ggwanga.

Poliisi yayitiddwa bukubirire era neekwata abamu ku bavubuka ne batwalibwa ku kitebe kya Poliisi mu Kamapala, Oluvanyuma  banaabwe abakulembeddwa Kyeswa Hakim ne Gordon Musinguzi ne bateeka akazito ku bakulira CPS ne bayimbulwa enkeera nga baguddwako omusango gw’okukuma omuliro mu bantu

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

News

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03
News

‘Big Fish’ Katuntu Campaigns for Museveni, Gains Support from Speaker Among

19th October 2025 at 09:06
Kagenyi Lukka
Op-Ed

KAGENYI LUKKA: Why President Museveni Deserves Another Term in Office from 2026-31

19th October 2025 at 07:43
Next Post
Former Crane Bank

ORTEGA IAN: After the fall of Crane Bank, Kwagalana Group became a shadow of its former self 

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3201 shares
    Share 1280 Tweet 800
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
  • President Museveni injects Shs11.1 billion in SACCOs of mechanics, MCs and skilling hubs 

    34 shares
    Share 14 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1292 shares
    Share 517 Tweet 323
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    31 shares
    Share 12 Tweet 8
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03

‘Big Fish’ Katuntu Campaigns for Museveni, Gains Support from Speaker Among

19th October 2025 at 09:06

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03

‘Big Fish’ Katuntu Campaigns for Museveni, Gains Support from Speaker Among

19th October 2025 at 09:06

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda