• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Wuuno Kawefube w’okuzza Kyagulanyi mu Palimenti aba NUP gwe baliko ennaku zino

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 weeks ago
in Luganda, National, News, Politics
34 2
Wuuno Kawefube w’okuzza Kyagulanyi mu Palimenti aba NUP gwe baliko ennaku zino

Omukulembeze we kibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Sentamu

ShareTweetSendShare

BANNAKIBIINA kya National Unity Platform NUP baliko kawefube gwe batandise mu kimpowooze nga agendereddwamu okusala amagezi gonna agazza omukulembeze waabwe Robert Kyagulanyi Sentamu mu Lukiiko lwe Ggwanga olukulu, oluvanyuma lw’okulaba nga ensonga z’okulwanirira obuwanguzi ze babaddeko zonna zigudde butaka.

Bano balowooza nti Kyagulanyi bwabeera mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu, ate nga ye mukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti eri mu buyinza eya NRM kijja kubanguyira okuyisaawo ebiteeso byabwe saako n’okulaga obuzito bwabwe.

Kawefube ono akyali mwekusifu nnyo era ssi bonna abali mu kibiina nti bamumanyi okujjako abatonotono abaakwasiddwa enteekateeka zonna n’okupanga butya bwe kigenda okukolebwa.

Kigambibwa nti baasooka kwagala kumatiza omubaka omulonde owe Kyadondo East Nkunyingi Muwadah asuulewo ekifo kino akirekere Pulezidenti wabwe era ne wabaawo n’omutemwa  gwe nsimbi ogwali gumusuubiziddwa kyokka ne kibabeerera kizibu kubanga eyo ddiiru Nkunyingi yagigaanirawo ku lunaku lwe bamutuukirira lwe nnyini.

Kati obwanga babwolekezza kitundu kyonna ekinategekebwamu okulonda okwokuddamu mu Uganda yonna nga eno bagenda kulaba nga bafunayo ekifo mwe yekwasiza asobole okuvuganya akomewo mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu nga omubaka era omukulembeze w’oludda oluvuganya Gavumenti eri mu buyinza.

Wabaddewo era n’oluvuvuumo nti singa Omubaka omulonde owa Kawempe North Muhammad Segiriinya ebintu bimutabukako najjibwako obuwanguzi ku nsonga ez’ekuusa ku mpapula z’obuyigirize, Kyagulanyi awatali kubuusabuusa agenda kuvuganya mu kifo ekyo adde mu Palimenti.

Ababaka abaggya abatayagadde kwatuukirizibwa mannya gaabwe baategezezza nti bino baabiwulira era bwe kiba bwe kityo kibawa essuubi nti kubanga mukama wabwe bwanayingira olukiiko ajja kusobola okubaduumira bulungi nga atudde mu ntebe ya senkaggale w’oludda oluvuganya Gavumenti.

Kati kitegeeza nti Kyagulanyi bwakomawo mu Palimenti oludda oluvuganya lujja kuba lw’ongedde okunywera kubanga bajja kuba balina akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palimenti saako n’akulira ekibiina ekisinga ababaka abangi mu lukiiiko.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Share7Tweet5SendShare
Previous Post

LIST: 7 Ugandan female artistes with beautiful faces but struggling musically

Next Post

MC Kats’ bae Caroline Marcah reportedly fired from Spark TV

Next Post
MC Kats’ bae Caroline Marcah reportedly fired from Spark TV

MC Kats’ bae Caroline Marcah reportedly fired from Spark TV

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In