• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Abakulisitaayo muve mu kumalira obudde mu by’obufuzi mukole emirimu egibagasa, Bishop Ssebaggala abakunze

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News, Politics, religion
7 1
Omulabirizi Ssebaggala wakati nga N'abakulisitaayo b'omuBusabadiikoni bwe Mpumu obuggya

Omulabirizi Ssebaggala wakati nga N'abakulisitaayo b'omuBusabadiikoni bwe Mpumu obuggya

ShareTweetSendShare

OMULABIRIZI we Mukono Kitaffe mu Katonda James Williams Ssebaggala akunze Abakulisitaayo okukomya embeera y’okubeera mu by’obufuzi buli kadde, nabakuutira okubaako emirimu gye bakola basobole okwejja mu bwavu.

Mu ngeri yeemu era yasabye abavubuka nabo okukomya okulera engalo n’okwetaba mu mbeekuulo z’ebyobufuzi ze yagambye nti tezijja ku bayamba wabula bakole okufananako nga bajja baabwe bwe baali.

Okwogera bino Omulabirizi Ssebaggala yabadde mu Busabadiikoni bwe Ngogwe mu Busumba bwe Kisoga saako ne bwe Namuyenje ku kkanisa ya St Paul esangibwa mu Bussabadiikoni bwe Nassuti  mu kaweefube gw’aliko ow’okusisinkana abakulembeze oluvanyuma lw’ekkanisa okugibwa ku mugalo.

Yasoose kuggulawo ekizimbe eky’obusubuzi mu Town Councila ya Ntenjeru Kisoga, saako n’okusimba e Jjinja ku kizimbe kye by’obusuubuzi ekyazimbiddwa omusuubuzi Charles Kyesswa.

Omulabirizi Ssebaggala yagambye nti abantu balina okukola ennyo naddala mu kiseera kino nga egimu ku mirimu gigguddwawo okuva mu muggalo gwa COVID, nagamba nti singa omusuubuzi  Kyeswa teyafaayo nadda mu byabufuzi mu kifo ky’okukola yandibadde tabaako kyateekawo ekiyamba ekitundu.

” Mujjukire nti eby’okunoonya akalulu we biggwa abayiseemu bagenda kukola mirimu egibalonzezza, ate abalonzi ne basigala mu bitundu byabwe, kale bwe mutetegeka nga mukola ebibatwala mu maaso mwenenyanga mwekka” Omulabirizi Sebaggala bwe yakuutidde Abakulisitaayo.

Mukyala w’omulabirizi  Tezirah Ssebaggala yakubidde omulanga bannaUganda bonna okufaayo okulwanyisa ekilwadde kya Covid saako n’okukitangira kubanga wekiri tekijja kugenda mangu nga n’olwekyo balina okufaayo enyo okugoberera obukwakkulizo obwatekebwawo ab’ebyobulamu omuli okunaaba mu ngalo, okwambala Masik ne bilala.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share2Tweet1SendShare

Related Posts

National

PAC meeting ends prematurely as Lira Hospital officials fail to produce accounting documents

30th June 2022 at 23:46
Minister Babalanda addressing Kampala city stakeholders during PDM sensitisation campaign on Thursday
National

Minister Babalanda rallies Kampala city stakeholders to embrace PDM, says program will drive poverty out of communities

30th June 2022 at 21:16
The provincial secretary Rev. Canon William Ongeng
National

‘Poor Church cannot spread proper gospel’ – Church of Uganda Provincial Secretary

30th June 2022 at 17:46
Next Post
Gen. Henry Tumukunde nga ayogerako n'abatuuze mu bitundu bye Teeso

Tumukunde asekeredde ab'eTeeso ab'esunga ensimbi ze Myooga, ssi zezigenda okubaggya mu bwavu muswadde

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • The late Samuel Majwega

    MK Publishers Proprietor Majwega dies from USA where he had gone to attend daughter’s graduation ceremony

    63 shares
    Share 25 Tweet 16
  • Businessman Sudhir puts his magnificent One-10 Apartments up for sale

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
  • First Son Muhoozi reveals what he will do to his enemies trying to disorganise his relationship with President Museveni 

    22 shares
    Share 9 Tweet 6
  • Mukono: Armed thugs shoot Supermarket cashier, make away with unspecified amount of money 

    19 shares
    Share 8 Tweet 5
  • Please return to class next week-Speaker Among tells striking teachers

    18 shares
    Share 7 Tweet 5

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....