• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Vva ku Katikkiro waffe!!! Abavubuka ba Buganda baanukudde Gashumba ku bigambo ebikaawa bye yayogeredde Mayiga

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
5 years ago
in Luganda, National, News, Politics
33 2
Katikkiro Charles Peter Mayiga and Frank Gashumba

Katikkiro Charles Peter Mayiga and Frank Gashumba

ShareTweetSendShare

ABAVUBUKA ba Buganda bavuddeyo ne baanukula Frank Gashumba ku bigambo ebikaawa  bye yayogeredde Katikkiro Charles Peter Mayiga nga asinziira ku mukutu gwe ogwa Face Book ne bamulabula okukomya okuyisa mu Katikkiro we bweru amaaso.

Mu bbaluwa namutaayika eyatereddwako omukono Mulindwa Andrew nga 16 omwezi gw’okutaano elaga nti bano bakooye abantu abajja okusenga mu buganda ate okutandika okuyisa amaaso mu bantu Kabaka baaba alonze okumuddukanyizaako emirimu.

Ekiwandiiko mu bujjuvu kigamba bwe kiti;

Abantu ba Kabaka mwena mbalamusiza nembasasiira olwobuyinike bwetuyitamu mu kiseera kino ekya Covid-19.

Mpandiise ekiwandiiko kino nga njagala okwanukula omusajja ayitibwa Gashumba Frank eyalumbye Obwa’kabaka bwa Buganda.

Olunaku lwa Leero nga 16/05/2020, ofulumiza akatambi kebifananyi Ku mikutu jetuyita emikwanira wala nga olumba Katikkiro wa Buganda.

Mu Buganda kimanyikiddwa nti Katikiro ye Kabaka webweru era nga bwomulumba oba tolumye muntu ssekinoomu wabula oba olumbye Kabaka N’obuganda bwona, era nga wano wenjagala okutegereeza abantu ba Kabaka nti Nnamulondo eri matigga olwabantu nga Gashumba okuvaayo nalumba Katikkiro butereevu.

Kinajjukirwa nti ono siyasoose okulumba Katikiro kuba jebuvudeko waliwo abantu abaze beegeza mukuvuma nokuvoola Nnamulondo nga nabamu batuuka nokutwala Kabaka waffe mu mbuga zamateeka olwokuba baliko abavujirizi, kiwulidwako emirundi nga waliwo Obukolya obwemoleera Ku Kabaka waffe N’obuganda nga muno ne Gashumba mwomutwalidde, tekikola makulu kwefuula ayagala ennyo Kabaka nga ovvoola abantu be be yalonda.

Buganda kyekitundu omujjude Empunyiwunyi naye nga ekisinze otwenyamiza ye neeyisa yabantu abo abamu, Gashumba ebbanga lyona yewaana nga ye bwali Omunywarwanda ogutali musango era Abanyarwanda nabantu abalala bangi nga tebasibuka wano mu Buganda webali era nga tubenyumirizamu kuba twafuuka baluganda nabamu nga bagala nnyo Buganda ne Kabaka.

Katikkiro bweyali nga ayogerako eri Obuganda alina abantu beyakonako nti Bafere nabamu Bawaddanga naye sijjukira kuwulira Ku linnya Gashumba Frank, bwekiba nga ekigambo Bufere kitegeeza Gashumba Frank ate mwatu neyongede okwagala Oluganda kuba mbade sikimanyi naye engeri jekiri nti Gashumba yenyini yeyanise nti Katikiro gweyali ategeeza kale tukitegede nti ssebo Obuffere kitegeeza gwe.

Twagala okutegeeza abantu ba Ssabasajja jemuli yona naddala banaffe abava wabweru wa Buganda nti enkolagana yaffe namwe waliwo abantu abamu abagala ojisabulula naddala kasita batandiika okulumba Nnamulondo, tukiriza nti siyeneyisa yamwe wabula kubanga tubadde namwe ebbanga ddene nga tukolagana okutuusa bu NABBUBI webwazimbye enyumba.

Twagala okutegeeza abantu abalinga Gashumba nti tusobola okuseka namwe singa kiba kiseera kya kuseka naye tetujja kukiriza bu SSERWAJJA OKWOOTA kuzanyira Ku Nnono Nobuwangwa bwaffe nga tusirise, engeri nyingi omuntu josobola okutusaamu obutali bumativu bwo naye enkola yokudda Ku Internet notandiika okwasamira okwo eyo simpisa yaffe era tetujja kukiriza BUKOLWA genda maaso nakutuzanyirako.

Abantu ba Kabaka mulina okimanya nti ebigambo byona ebivumidwa Katikiro nawe bikutwalidemu, enkola yokuvuma abakulembeze eno efuuse Namulanda ate nga kirabika nga waliwo abakiri emabega, waliwo abasanyufu olwabino ebigenda maaso naye mukimanye nti naawe gwoyagala bwanajja bajamuvuma nga bwebakola kugwotayagala, eneyisa nempissa kintu kikulu nnyo naye ekizibu waliwo OBUTWAMPA bulowooza mbu webugulawo ebibanja Ku mitimbagano nebufunayo nabagoberezi nga baabo awo buba bufuuse bwamanyi.

Kyewunyisa nti ate entalo zo wayagade oziyingizaamu PEOPLE POWER nga wefuula ayagala ennyo Kyagulanyi, ssebo Kyagulanyi musajja awa Kabaka ekitiibwa era tasobola kulumba Katikiro bwatyo, kino wakikoze okwagala okuguna (sympathy) okuva mubawagizi ba People power naye kyoba omanya nti abo ate basooka kuba Baganda nga tebanaba kuba ba people power era nga wadde Kyagulanyi waali oba taliiwo bajakusigala nga Bantu ba Buganda.

Oyagala kulowozesa nsi nti abantu ba People power ne Kyagulanyi bakuwagide mubyekitumbaavu byo ngolumba Katikiro, kino ffe abamu nga abawagizi ba KYAGULANYI SSENTAMU tukisambajja era tetusibola kubeera mabega wamuntu ayisa Lugaayu mu Nnamulondo, lwana entalo zo zijeemu omwana wattu kale bwoba oyagala zigatemu Bafere bano bwebamwajja okunyagulula Uganda nokusanyawo Obuwangwa bwaffe.

Mukomye okutusomooza kabulangane okuba Abafere, mwatusanga waffe temugenda tujooga bwowulira nga Katikiro Mayiga akunyiiza olina eddembe okudda ewamwe kuba okujja kwo tekwaliko buwandiike.

Banange tusaana tuveeyo kano kekadde kubanga OBUWEMENEKU bulabika nga obwagala okutuyuzayuza omwaffe.

Gutusinze nnyo Ayii Ssabasajja

Nze musajja wo mukwata Ngabo
Mulindwa Andrew


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share7Tweet5SendShare

Related Posts

News

Minister Babalanda Elected NRM Chairperson Women’s League for Buyende District

24th May 2025 at 15:29
News

Bahati’s NRM Vote Count Dwarfs All Opposition in Kabale

24th May 2025 at 11:42
News

“We can change the policy on free education,” says President Museveni

23rd May 2025 at 21:16
Next Post
Dr Kizza Besigye and President Yoweri Museveni

OFWONO OPONDO: Dear Besigye, Museveni doesn’t need COVID-19 to have Visibility

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1012 shares
    Share 405 Tweet 253
  • Sudhir’s son Rajiv Ruparelia perishes in fatal motor accident 

    49 shares
    Share 20 Tweet 12
  • Has Billionaire Sudhir Ruparelia Replaced Rajiv with Sister Sheena in Managing the Ruparelia Group of Companies?

    19 shares
    Share 8 Tweet 5
  • Why Would Rajiv Ruparelia Be Cremated on Tuesday?

    14 shares
    Share 6 Tweet 4
  • Retired civil servant reaps big from coffee farming, credits President Museveni’s visionary leadership 

    13 shares
    Share 5 Tweet 3
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Minister Babalanda Elected NRM Chairperson Women’s League for Buyende District

24th May 2025 at 15:29

Bahati’s NRM Vote Count Dwarfs All Opposition in Kabale

24th May 2025 at 11:42

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia has dominated the Uganda rich list for more than a decade

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Minister Babalanda Elected NRM Chairperson Women’s League for Buyende District

24th May 2025 at 15:29

Bahati’s NRM Vote Count Dwarfs All Opposition in Kabale

24th May 2025 at 11:42

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda