• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ab’oludda oluvuganya baguddewo ekigwo!! Full Figure naye yegasse ku Museveni mu butongole

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 year ago
in Luganda, National, News
22 1
Ab’oludda oluvuganya baguddewo ekigwo!! Full Figure naye yegasse ku Museveni mu butongole

Jenifer Full Figure bwe yabadde ayanirizibwa omukulembeze we Ggwanga

Share on FacebookShare on Twitter

AB’OLUDDA oluvuganya Gavumenti ebintu by’ongedde okuboononekera omu ku bantu baabwe abadde asinga okubawagira n’okusuuta ekisinde kya People Power nga kwotadde n’omukulembeze waakyo Bobi Wine, Jenifer Nakanguubi amanyiddwanga Full Figure okubasuulawo ne yegatta ku Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne NRM mu butongole.

Full Figure okwegatta ku Museveni kiddiridde okumala ennaku eziwerako emabega nga alaga nga bwayagala okwegatta ku Gavumenti nti kubanga yabadde akizudde nti ab’oludda oluvuganya tebalina gye bagenda kutwala Ggwanga nga bafunye obuyinza.

Ono abadde ennaku zino yabefuulira era nga aboogerera ebisongovu, omuli n’okweyagaliza bokka na bokka nga baatuuka n’okumumma ekifo kyonna mu bakunzi ba People Power abaalondebwa Bobi Wine gye buvuddeko kwetolola eggwanga lyonna.

Hill Water

Ku lw’okusatu olweggulo kigambibwa nti eyakalondebwa ku bawabuzi ba Pulezidenti Catherine Kusasira saako n’omutegesi we bivvulu ate nga nfa nfe wa Pulezidenti Balaam Balugahare baatutte Full Figure mu maka g’omukulembeze we Ggwanga Entebbe era ne basisinkana ne babaako bye batesezza eby’ekyama.

Kitegerekese nti Full Figure omukulembeze yamuwadde omulimu gw’okuyamba abayimbi abato saako n’okubakunga okuwagira ekibiina kya NRM naye kye yakkirizza okukola awatali kutiisibwatiisibwa.

Full Figure ono yalabikako emabegako ng’ajjamu omujoosi gwa People power nasigala bwerere  nga alaga obutali bumativu olw’okusosolebwanga abakulembeze be kisinde.

 

 

 

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share5Tweet3Send
Previous Post

Ugandan Editors condemn police brutality on Journalists

Next Post

Journalists boycott police activities over brutality

Next Post
Journalists boycott police activities over brutality

Journalists boycott police activities over brutality

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In