• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Muyambe abantu baffe enkuba eyonoonye enguudo, Ababaka balajanidde Minisita Katumba Wamala

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News
0 0
ShareTweetSendShare

ABABAKA ba Palimenti bavuddeyo ne bawanjaga eri Minisitule ye bye nguudo okuvaayo mangu ekole ku nguudo ez’ononese ennyo mu biseera bye nkuba mu bitundu gye bava.

Bano bagamba nti mu bitundu gye bakikirira enguudo ennaku zino mbi nnyo, nga emigga egisinga gyonna gyawagulula olw’amazzi amangi ekireseewo okwelarikirira okuva mu batuuze abatakyasobola kukola bulungi mirimu gyabwe, omuli n’okuba nti tebakyasobola kutambuza byamaguzi byabwe.

Omubaka wa maselengeta ga Mukono mu Palimenti Johnson Muyanja Ssenyonga ategezezza omukubiriza w’olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Kadaga nti, omugga ogumanyiddwanga Sezzibwa oguyita mu gombolola ye Nakisunga jakikiirira gwawagulula gye buvuddeko nga kati abaana ba massomero tebakyasobola kusala kugenda ku massomero nga kwotadde n’abalimi mu kitundu kyabwe okuba nti nabo kibaberedde kizibu okutambuza ebilime byabwe okubitwala mu butale obulinanyewo.

Muyanja agambye nti ebigoma ebyali byatekebwawo okutindira omugga guno byonna byatwalibwa amazzi amangi agava ku nkuba etonnya buli olukya, nagamba nti kati abantu bakozesa bwato obutono obumanyiddwa nga emmanvu okusobola okusaabaza abaagala okusomoka, bwagambye nti nabwo bwabulabe eri abatuuze kubanga buyinz okubayiwa mu mazzi ekitali kilungi.

Ababaka abalala mu bitundu okuli Busoga, Bukedi, Mbale, Karamoja ne bilara nabo bagasse eddoboozi lyabwe ku mbeera ye nguudo embi eri mu bitundu byabwe.

Ye Omubaka wa Bunya South Kyewalabye Majegere alaze okutya olwe bbula lya mafuta mu mmotoka za Poliisi gye ziggwamu amafuta, nagamba nti  gye buvuddeko bwe yali addayo mu makaage yasanga abaselikale nga bakalakala ne mmundu ku bigere era kabula katono bawanyisiganye amasasi n’omukuumi we kubanga yali amanyi babbi ba mmundu kumbe amafuta gaali gabaweddeko, nasaba minisita we nsonga z’omunda atunule mu mbeera y’amafuta mu motoka za poliisi.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

National

Gen. Muhanga Flags-Off UPDF Contingent To DRC

30th March 2023 at 09:23
Maj Gen Kasiita-Gowa
National

High cost of printing passports worries MPs

30th March 2023 at 07:50
Speaker Anita Among
National

Local Content Bill passed, procurement of EAC goods approved

30th March 2023 at 07:43
Next Post

Road Survey: Ugandans more afraid of potholes, dust as compared to reckless drivings

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In