• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Gavumenti efulumizza olukalala lwa bayizi abagenda okuwolebwa ensimbi z’okusoma

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Education, Luganda, National, News
10 1
Gavumenti efulumizza olukalala lwa bayizi abagenda okuwolebwa ensimbi z’okusoma

Dr. JC Muyingo wakati nga akwasibwa ekitabo omuli amannya ga Bayizi abaafunye omukisa okusoma mu matendekero agawaggulu ku bbanja lya Gavumenti

ShareTweetSendShare

GAVUMENTI efulumizza olukalala lwa mmanya ga bayizi abalondobwamu okufuna ensimbi z’okwewola okusoma mu matendekero ag’awaggulu mu nkola eyagunjizibwawo gye buvuddeko okusobola okuyambako ku bazadde n’abayizi abaaavu basasule nga batandise okukola.

Minisita avunanyizibwa ku matendekero agawaggulo Dr. JC Muyingo bwabaddde ayanjula olukalala lwa baafuna ku ggwandisizo lya Mawulire mu Kampala agambye nti abayizi 7,310 be baatekayo okusaba kwabwe era okusunsula ne kugenda mu maaso.

Agammbye nti ku bano baasobodde okulondobamu abayizi 1,834 nga kuliko abalenzi 1,216 saako nabawala 618, nga ku bano bonna kuliko abayizi 370 nga bano bawereddwa okusoma ku ddaala lya Diploma.

Muyingo ayongeddeko nti obuyambi bwe bisale buwereddwa bayizi abatalina mwasirizi bokka okwetoloola eggwanga lyonna.

“Bwe tuba tuwaayo obuyambi buno tugezaako okutunuulira ebintu bingi era nga twekeneenya buli kantu okusobola okuwa abayizi benyini abalina obwetaavu okwewala abo abayinza okuyingiramu ate nga ddala kituufu obusobozi balina obumala mu maka mwe bava” Muyingo bwagambye.

“Mukyo twogera okutunulira ebitundu bye ggwanga byonna, era tufuba ne tutekamu n’obwenkanya era nga kuluno twakizudde nti ekitundu kya mambuka ge ggwanga kikoze bulungi omulimu guno” bwe yayongeddeko.

Rev. Fr Prof Callisto Locheng ono nga yakulira olukiiko olwekkenenya abayizi abeetaaga obuyambi agambye nti abayizi abazuulibwa nti baali bamaze okufuna omukisa gw’okuwererwa Gavumenti bajjibwa ku lukalala luno, okusobola okuwa omukisa banaabwe abaali batafunye bubonero bungi nabo okufuna okusoma mu matendekero agawaggulu.

Amatendekero agagenda okutambulizaamu enkola eno kuliko Makerere, Kyambogo, Mbarara, Busitema, Gulu, Muni, Nkumba, Ndejje, Bugema, and Nkozi, Islamic University in Uganda, Kampala International and Uganda Christian University.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Share2Tweet1SendShare
Previous Post

Government releases list of students loan scheme beneficiaries 2019/2020

Next Post

South Africa: Foreigners targeted in new xenophobia outbreak, dozens arrested

Next Post
South Africa: Foreigners targeted in new xenophobia outbreak, dozens arrested

South Africa: Foreigners targeted in new xenophobia outbreak, dozens arrested

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In