• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tusazeewo okujjawo okusoma amateeka olw’eggulo e Makerere, Prof. Nawangwe

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
3 0
Tusazeewo okujjawo okusoma amateeka olw’eggulo e Makerere, Prof. Nawangwe

Prof. Barnabas Nawangwe

Share on FacebookShare on Twitter

ABAKULIRA Ssetendekero wa Makerere basazeewo okujjawo pulogulaamu y’abayizi abasoma amateeka olw’eggulo nga entabwe eva ku nsimbi entono ezibadde zikunganyizibwa.

Abayizi 35 bokka bebabadde beewandiisa okusoma mu lusoma lw’omwaka olutandika mu gw’omunaana, era nga bano kati balagiddwa okwegatta ku banaabwe abasoma kumakya.

Bwabadde ayogerako eri bannamawulire akulira eby’amamawulire mu yunivasite ye Makerere Dr. Muhammad Kiggundu Musoke agambye nti abayizi abakoseddwa entekateeka eno baabulirirwawo mu kusooka eky’okukola era bonna bakakasa nti bakimanyi bulungi.

Hill Water

“Abayizi baffe bano ababadde bewandiisa tubategezezza okulondako ku pulogulamu endala omuli n’etandika mu January w’omwaka ogujja” Dr Kiggundu bwe yagambye.

Amyuka Ccansala wa Makerere Prof. Barnabas Nawangwe gyebuvuddeko yategeeza nti bagenda kujjawo ezimu ku Pulogulaamu z’amasomo ezisomebwa olw’eggulo, olw’okuba zaali tezivaamu nsimbi ziziyimirizaawo.

Yategezezza nti amatendekero amalala agali wansi wa Makerere go gajja kugenda mu maaso n’okusomesa kasita ganaaba nga galina ebifo awasomesezebwa, abasomesa nensimbi ezibasasula.

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Auditor General: Bosses of Departed Asians Property Custodian Board (DAPCB) are fraudsters, looters

Next Post

Rwanda-Uganda borders to re-open soon – Museveni

Next Post
Rwanda-Uganda borders to re-open soon – Museveni

Rwanda-Uganda borders to re-open soon - Museveni

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In