• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Okuggulawo amakubo amaggya kugenda kuyamba abantu baffe mu kibuga Mukono, Meeya Kagimu

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
6 1
Okuggulawo amakubo amaggya kugenda kuyamba abantu baffe mu kibuga Mukono, Meeya Kagimu

Emu ku ttulakita za Munisipaari ye Mukono nga eggulawo oluguudo ku kyalo Ngandu mu Division ye Mukono

ShareTweetSendShare

ABAKULEMBEZE be Kibuga kye Mukono batandise kawefube agendereddwamu okuggulawo amakubo amaggya ne kigendererwa ekyokuyamba abatuuze b’omubyalo okutambuza eby’amazuzi byabwe nga babitwala mu butale bwomubibuga.

Ebimu ku byalo ebigenda okuganyulwa mu ntekateeka eno mulimu ekye Ngandu, Katikkolo ne Lweza byonna ebisangibwa mu Division ye Mukono nga eno buli kyalo bagenda kukikolera kilo miita 5 munda okuzituusa ku makubo amanene okusobozesa abatuuze naddala abalimi okutambuza ebyamaguzi byabwe.

Meeya we kibuga kye Mukono George Fred Kagimu yagambye nti babadde bafuna okwemulugunya okuva mu batuuze abenjawulo naddala abasuubuzi b’ebilime  saako n’amanda nti amakuba agayingira mu byalo gasusse okubatawaanya olw’obufunda nga kwotadde n’obuseerezi nga enkuba etonnye.

Yuasa
[/media-credit] Kagimu mu suuti bwe yabadde asisinkanye abatuuze b’eBukerere wakati mu kulambula ebyalo kwaliko

“Kati mmaze okufuna amafuta gonna ate ekirungi n’ebyuma ebilima enguudo bilamu kati ngenda kukwata ttiimu yange eya ba yinginiya tulumbe mu byalo tulimire abantu baffe enguudo zonna embi saako n’okuggulawo zonna ez’etaagisa.” Kagimu bwe yagambye ku lw’okutaano.

Bbo ba Ssentebe ab’enjawulo mu byalo mu Division ye Goma baamutegezezza nti nabo enguudo zibafuukidde ekizibu mu bitundu byabwe okuli oluva e Bukerere okudda ku kyalo Nnyanja lwe baagambye nti lwa Munisipaari nga kyetagisa okulukolako okusobozesa abatuuze abalukozesa okulweyagaliramu.

Mu kwanukula Kagimu yeeyamye okulukwatako amangu ddala, nabategeeza nti bwe bamaliriza mu Division ye Mukono obwanga bakubwolekeza Goma.

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1SendShare
Previous Post

‘Evil women exist’ – Big Eye likens Pastor Bugingo’s wife to Don Zella

Next Post

Museveni: IGG office infiltrated by kawukuumi

Next Post
Museveni: IGG office infiltrated by kawukuumi

Museveni: IGG office infiltrated by kawukuumi

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In