• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ab’ekkomera ly’aGavumenti e Kauga balaajana lw’amujjuzo.

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Luganda, News
2 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

Bya Moses Kizito Buule.

AKULIRA  ekkomera lya Gavumenti elisangibwa ku kyalo Kauga mu Division ye Mukono Mary Tamale avuddeyo n’awajjangira gavumenti okuvaayo mu bwangu babagaziyize ku kkomera ly’eyongereko obunene kiyambeko ku mujjuzo gw’abasibe oguli mu kkomera lino.

Tamale yategezezza nti embeera abasibe bano gye basulamu mbi nnyo nga bepanga bwe mpazi ku banaabwe mu kiseera ky’okwebaka nga kino kivudde ku mujjuzo oguli mu kkomero lino kyokka nga tonno nnyo bw’ogerageranya n’omuwendo gwe baalina.

Bino Tamale yabyogeredde ku kitebe kya district e Mukono mu lusisira lwe by’amateeka olw’ategekeddwa   ekitongole kya Justice Center Uganda  mwe ky’ababagulidde abantu ku mateeka ag’enjawulo wamu n’okutongoza ekitongole kino mu bitundu omuli Mukono, Kayunga ne Buikwe n’ebitundu ebirala nga bakuyambako abantu abanaku okufuna ba puliida awatali kusasula nsimbi yonna mu misango gyabwe.

Tamale ku kkono wamu n’abetabye mu lukiiko lwa Justice Centre.

Ono yagenze mu maaso nategezza nge kkomera lino bwe ly’azimbwa mu myaka gye 37 nga ly’alina okusuza abasibe 150 wabula n’okutuusa kati telikyusibwanga kyokka ng’omuwendo gweyogera buli kadde.

Mungeri yemu yenyamidde olw’abasibe abateebwa kyokka bw’ebatuuka eyo n’ebakomezebwawo nga bakyusinza amannya kye yagambye nti kibakola bubi nnyo nga abaselikale bwatyo nasaba abantu okwekuba mu mitima ne bakyusa ne mpisa singa babeera bayibuddwa.

“Banange naffe tuli bantu yadde twambala zino uniform zemulaba era tetwagala kubayisa bubi, kuba bwetunaba tuwumudde emilimu gino ate tujja kudda mumwe, tetwagala kubayisa bubi nga babaleese eno gye tuli naye mutuwaliriza naffe n’etukyusamu ku nkola, kuba omuntu babeera bakamuta ate n’akomezebwawo kyokka ekisinga okw’enyamiza feesi ebeera y’emu wabula ng’akyusinza amannyi. Tusaba mukyukire ddala nga muyibuddwa.” Bwatyo Tamale bweyalajjanidde abasibe.

Tamale yasiimye ekitongole kino okujja e Mukono nti kuba kyakumuwewulako ku muwendo gw’abasibe ababadde balwa mu ma kkomera olw’okubulwa ababalwanirira.

Tamale Wakati n’abaJustice Centre.

Ye ssentebe wa district Anrew Ssenyonga yasiimye ekitongole kino okuvaayo okuyamba ku bantu n’abasaba okubeera abegedderezza n’addala kunsonga z’ettaka kuba zifuuse namulanda mu kitundu kino.

Ono ayambalidde ababaka ba palimenti saako n’omukulembeze olw’etteka lye ttaka ye lyagamba nti linyigiriza omuntu wa wansi.

Akulira Justice Centers Uganda Mukono Branch  Pamela Akello Kamlega yalambuludde ebimu bigeddererwa bya gavumenti okuvaayo n’enkola eno omuli okuyamba abantu okufuna obwekanya saako n’okufuna balooya awatali kusasula.

Omuyima w’ekibiina ekigatta abasumba ba balokole mu Mukono ekya Love Peace and Unity Pastor’s Destiny’s Forum  Samuel Lwandasa yasiimye enteekanteeka eno n’ategezza nga bw’egenda okuyamba ennyo omuntu wa wansi kuba bangi babadde banyagimbwako ebyabwe olw’okuba nga amateeka tebagamanyi bulungi, ekiwa omukisa banakigwanyizi okutwala ebyabwe


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

News

Shadows Over the Blue Line: Why Are Uganda’s Top Cops Dying in Droves?

8th November 2025 at 22:57
News

President Museveni and UN Special Envoy for Horn of Africa discuss end of regional conflicts 

8th November 2025 at 20:06
News

President Museveni reiterates government’s commitment to continue working with Muslim leaders to achieve socio-economic transformation 

8th November 2025 at 13:24
Next Post

“There are a lot of illegal fire arms entering in Uganda”-IGP Ochola

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3224 shares
    Share 1290 Tweet 806
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1317 shares
    Share 527 Tweet 329
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    138 shares
    Share 55 Tweet 35
  • Youth Activist Angella Namirembe Dies at 27 in Tragic Road Accident

    24 shares
    Share 10 Tweet 6
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    43 shares
    Share 17 Tweet 11
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Shadows Over the Blue Line: Why Are Uganda’s Top Cops Dying in Droves?

8th November 2025 at 22:57

President Museveni and UN Special Envoy for Horn of Africa discuss end of regional conflicts 

8th November 2025 at 20:06

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Shadows Over the Blue Line: Why Are Uganda’s Top Cops Dying in Droves?

8th November 2025 at 22:57

President Museveni and UN Special Envoy for Horn of Africa discuss end of regional conflicts 

8th November 2025 at 20:06

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda