• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Eno ye ssawa mujje tubanje Pulezidenti waffe, Akulira ONC Hajjat Namyalo akunze bannaMasaka

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, Politics
6 0
Hajjati Namyalo nga ayogerako ne bannaMasaka, abetegekera okukyala kw'omukulembeze we Ggwanga

Hajjati Namyalo nga ayogerako ne bannaMasaka, abetegekera okukyala kw'omukulembeze we Ggwanga

ShareTweetSendShare

AKULIRA offiisi ya Ssentebe we kibiina kya NRM e Kyambogo Hajjat Hadijjah Namyalo akunze bannaMasaka okujja mu bungi okwaniriza saako n’okuwaayo obubaka bwabwe eri omukulembeze we Ggwanga Yoweri Kaguta Museveni agenda okubakyalira ku lw’okubiri saako n’olwokusatu sabiiti eno.

“Ye ssaawa mwenna mujje tubanje gye twawola banange, saagala mwetuuleko musirike ate nga waliwo ensonga ezibaluma, ono omukulembeze wammwe, era mwamuwola ekisanja kya myaka 5 kati kye kiseera okubasasula nga bannaMasaka.

Mwenna abaafuna obumanyirivu mu mirimu egy’enjawulo ne mutafuna bintu bikozesebwa mu mirimu gye mwakugukamu jjajja ajja enkya mwogere, kubanga ayinza obutabawa sente nkalu naye ebikola asobola okuyita mu offiisi ye gye nkulira ne bibawa” Hajjat Namyalo bwe yategezezza bwe yabadde ayanirizibwa mu kibuga kye Masaka ku mande.

BannaMasaka nga bayonja ekibuga kye Nnyendo,, nga bayambibwako Hajjat Namyalo akulira ONC

Ono yoomu ku bakulidde entekateeka z’okukyala kw’omukulembeze we ggwanga mu ttundutundu lye Masaka, mu kawefube gwalimu okusobola okulaba entekateeka z’okwejja mu bwavu ze yagunjaawo oluvanyuma lw’okulondebwa bwe zitambula.

Bwabadde yakatuuka ayaniriziddwa abakulembeze be kibuga kye Masaka saako nabawagizi be kibiina kya NRM okubadde Minisita Haruna Kasolo saako n’omumyuka wa Ssentebe we kibiina mu Buganda Godfrey Kiwanda Ssuubi.

Oluvanyuma akulembeddemu bannaMasaka nga batambuza ebigere okugenda mu katale k’omukibuga kye Nnyendo eno nga we wategekeddwa omukolo ogugendereddwamu okuyonja ekibuga Masaka asobole okuddamu ekitiibwa kye nga bwe kyali edda.

Oluvanyuma yeyongeddeyo mu kisaawe kya Rugby nga eno gyasisinkanidde abawagizi be kibiina n’abakulembeze okulaba entekateeka z’okukyaza Pulezidenti we zituuse.

Olunaku lw’okubiri Pulezidenti Museveni agenda kukuba olukungaana mu kifo ekimanyiddwanga Masaka Liberation Centre era nga wano agenda kusisinkana abakulembeze bonna okwogera ku ntekateeka za Gavumenti ez’okwekulakulanya omuli Parish Development Model ne myooga.

Enkola eno ey’okukyalira ebintu bye Ggwanga ebyenjawulo omukulembeze we Ggwanga yagitandika gye buvuddeko era nga agenda kusisinkana abatuuze n’abakulembeze mu Ggwanga Lyonna.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

Op-Ed

MIKE SSEGAWA: Bobi Wine’s Smear Campaign: Why Uganda Needs Leaders Proven by Action, Not Rhetoric

15th September 2025 at 21:46
News

Canada NRM Chapter Symposium Delayed to October, Prioritizing Inclusive Candidate Nominations

15th September 2025 at 20:27
National

Basajjabalaba in Fresh NRM Entrepreneurs’ League Elections Scandal as CEC Member isAccused of Rigging the Process

15th September 2025 at 07:46
Next Post
Housing units in Mirembe Estate, Sentema

Are you a low income earner? Here is your chance to own a decent home at Mirembe Estate- Sentema

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    334 shares
    Share 134 Tweet 84
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    241 shares
    Share 92 Tweet 57
  • Is Tycoon Sudhir Turning Crane Bank Properties into Supermarket Chain?

    218 shares
    Share 87 Tweet 55
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    100 shares
    Share 40 Tweet 25
  • ### Sudhir Ruparelia Unveils One-10 Apartments: A New Era of Luxury Living in Kampala’s Heart

    92 shares
    Share 37 Tweet 23
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Dr. Musoke Kisanja awarded global medal in UK 

16th September 2025 at 10:32
Dr. Ayub Mukisa (Ph.D.)

Dr.Ayub Mukisa: Government Should pilot Parish Development Model as a Loan Scheme for Karamoja Students

16th September 2025 at 09:46

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Dr. Musoke Kisanja awarded global medal in UK 

16th September 2025 at 10:32
Dr. Ayub Mukisa (Ph.D.)

Dr.Ayub Mukisa: Government Should pilot Parish Development Model as a Loan Scheme for Karamoja Students

16th September 2025 at 09:46

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda