• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Nammwe mweddeko; Omubaka Lutaaya atangazizza ku bigambo ebigambibwa okunyiiza Abavandimwe

Ndi musajja musirise naye olaba Lutaaya nva mu mbeera wabaawo obuzibu obwamaanyi” Lutaaya bwe yagambye mu katambi akafulumidde ku mikutu emigatta bantu nga atangaaza ku byaliwo.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, Politics
2 0
Omubaka wa Kakuuto Geofrey Lutaaya

Omubaka wa Kakuuto Geofrey Lutaaya

ShareTweetSendShare

OMUBAKA we Ssaza lye Kakuuto  mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Geofrey Lutaaya avuddeyo nabaako byatangaaza ku bigambibwa nti yayogera ebigambo ebyali bisiga obusosoze mu bantu naddala eri e Ggwanga lya bavandimwe.

Lutaaya agamba nti abantu abamu baamutwala bubi nti era abasinga baatandikira awaali ebigambo eby’obukambwe bye yakozesa ku mukolo gwe yaliko mu bitundu bye Kkooki, naye nga kyali kivudde walako.

Yanyonyodde nti  waliwo akabinja akaali ku mukolo ogwo nga bwe kalaba abali mu bukofiira bwa People Power babalekanira saako n’okuboogerera ebisongovu, ekyamuletera okuva mu mbeera nti kubanga baali ku mukolo gwa munnaNUP nga kizibu okulekayo langi ze kibiina kyabwe.

Yagasseko nti abavubuka bano oluvanyuma be yategeera nti baali Bavandimwe era baagenda mu maaso ne boolesa empisa ensiwufu nga balekaanira waggulu nti “atali wa NRM teri kwogera wano”, ekyo kye kimu ku kyamuletera okubasongamu olunwe mu ngeri y’okubakakkanya kubanga baali beefudde ebbereeje ku mukolo nga n’abatuuze batandise okunyiiga.

“Baganda bange Abavandimwe namwe mulina okweddako saako n’okulaga empisa naddala nga waliwo omukolo ogukungaanyizza abantu ab’enjawulo, kubanga mu by’obufuzi kizibu abantu bonna okuwagira ekibiina ekimu.

Nze nalondebwa bantu omwali n’abaNRM  nga n’abamu tebatunuulira kibiina mwe najjira wabula batunuulira bukozi bwange ne bigambo bye nakozesa nga noonya akalulu.

Nze Lutaaya sisobola kusosola Banyarwanda kubanga bangi baakulira mu maka ga bakadde bange gwe naddira mu bigere nga n’abamu baaziikibwa ku ttaka lye waffe era nga n’abaana baabwe tukuze nabo, tukola nabo, bampagira nga tebatunuulidde Ggwanga lyange era nange mbawa nnyo ekitiibwa ekibasaanira.

Nali ku kitundu kye Kyakatumwa nga kye kimu ku bitundu gye nkiikirira omwami omu najja nandagira nzijeko enkofiira yange ku mutwe kye nalaba nga kyabujoozi ne ngaana, Omwami oyo yajjayo embukuuli y’omuggo naayita mu bantu ankube naye abantu ne batamukkiriza era baamuntaasaako butaasa nga mu bataasa mwalimu ne Mukyala wange.

Bwe twali mu kitundu kye Kyakabungu era ne nsaba omu ku bakulembeze ajje njogereko eri abantu ekyatujja enviiri ku mutwe kwe kuvaayo omuntu amanyiddwa nga Meeya we kitundu ekyo nga ali mu kawale koomunda, era nandagira nve mu kitundu ekyo kyokka nga nze nkiikirirawo.

Nsaba abakulira Abavandimwe nammwe muveeyo ku neeyisa ya bantu baffe bano,  mwami Frank Gashumba ne Paul Ntale akulira abavubuka mu Council For the Bavandimwe mbasaba tukwataganire wamu okusobola okutereeza abantu baffe abo bamanye nti eby’obufuzi ssi lutalo.

Tusaba obukulembeze bwamwe bukkeko wansi mu bitundu bye byalo mwogereko n’abantu baffe abo, ekisooka olulimi lwe bakozesa lukakanyavu, obuyinza balaga bungi kyokka nze n’abantu bange tufuba okwekuuma buli lwe tubasisinkana.

Ndi musajja musirise naye olaba Lutaaya nva mu mbeera wabaawo obuzibu obwamaanyi” Lutaaya bwe yagambye mu katambi akafulumidde ku mikutu emigatta bantu nga atangaaza ku byaliwo.

Ku nkomerero ya ssabiiti ewedde abamu ku bakulembeze ba Bavandimwe baavayo ne batiisatiisa okutwala Lutaaya mu mbuga z’amateeka oba okufuna omuntu amwesimbeko bamuwagire nga bagamba nti yabanyiiza olw’ebigambo bye yayogerera mu bitundu bye Kkooki bye baagamba nti byali bisiga obukyayi eri e Ggwanga lyabwe


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

Deputy Speaker Thomas Tayebwa is leading a series of learning tours for bishops and sheikhs, arguing that for Uganda to achieve agro-industrialization, it must first "get farming right," especially in densely populated areas where land is scarce.
National

D/Speaker Tayebwa Enlists Bishops, Sheikhs in Drive for Agro-Industrialization, Hails Model Farms

18th November 2025 at 23:28
Community News

EVELYN LUTWAMA-RUKUNDO: Going, Going: Is Aidah Nantaba For Marriage or Politics? Women and Politics in Uganda Today

17th November 2025 at 08:23
News

BUYENDE DISTRICT: Minister Babalanda Urges Leaders To Stop Politics Of Hatred

12th November 2025 at 05:55
Next Post
Deputy Speaker Tayebwa

Deputy Speaker asks government to explain poor PLE results for special needs learners

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1336 shares
    Share 534 Tweet 334
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    148 shares
    Share 59 Tweet 37
  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3230 shares
    Share 1292 Tweet 808
  • Youth Activist Angella Namirembe Dies at 27 in Tragic Road Accident

    24 shares
    Share 10 Tweet 6
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2360 shares
    Share 944 Tweet 590
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Uganda Shines at IBTM World 2025: Pearl of Africa Positions Itself as Premier MICE Destination

20th November 2025 at 08:32

UPDATE: President Kaguta Museveni grants pardon to 143 prisoners

20th November 2025 at 10:35

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Uganda Shines at IBTM World 2025: Pearl of Africa Positions Itself as Premier MICE Destination

20th November 2025 at 08:32

UPDATE: President Kaguta Museveni grants pardon to 143 prisoners

20th November 2025 at 10:35

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda