• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Sunday, August 14, 2022
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Ogira oddako ebbali, togeza kufuluma Ggwanga, Dr. Byarugaba abadde akulira Mulago ayimiriziddwa ku mirimu

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4th March 2022 at 13:11
in Health, Luganda, News
11 0
0
Ogira oddako ebbali, togeza kufuluma Ggwanga, Dr. Byarugaba abadde akulira Mulago ayimiriziddwa ku mirimu

Dr. Byarugaba Baterana abadde akulira Mulago ku kkono n'omuwandiisi ow'enkalakkalira mu Munisitule ye By'obulamu Dr. Diana Atwine

6
SHARES
287
VIEWS
ShareTweetSendShare

 Dr. Baterana Byarugaba nga ono yabadde akulira eddwaliro ekkulu e Mulago kyadaaki ayimiriziddwa ku mirimu mu butongole.

Okusinziira ku kiwandiiko eky’afulumiziddwa Minisitule ye by’obulamu  nga 02.03.2022 era nga kitereddwako omukono omuwandiisi ow’enkalakkalira Dr. Diana Atwine kyalaze nti Dr Byarugaba yabadde alina okuva mu offiisi ye ddwaliro amangu ddala saako n’okukwasa abadde omumyukawe Dr. Rosemary Byanyima  ebikola byonna agira atambuze emirimu okutuusa nga okunonyereza ku misango egy’amugguddwako kuwedde.

Ono era alagiddwa obutaddamu kwekulubeseza ku ddwaliro lino yadde okulinnya ekigere kye ku ttaka okuli Mulago, mu kiseera kyanamala nga ayimiriziddwa ku mirimu saako n’obutafuluma Ggwanga okujjako nga afunye olukusa okuva ewa Dr. Atwine.

Okusinziira ku mateeka agafuga abakozi ba Gavumenti, bwe bakuyimiriza ku mirimu olina okulinda emyezi 6 okusobozesa abanoonyereza okwetegereza oba osobola okuzzibwa ku mulimu oba okugobwa mu butongole.

Emmanuel Tumwebaze nga ye Puliida wa DR. Byarugaba agambye nti nabo bamaze okutekayo okusaba kwabwe mu kkooti enkulu nga bawakanya okuyimirizibwa kw’omuntu waabwe, nga bagamba nti ekilagiro kya Dr. Atwine kirimu kyekuubiira atagambika.

Tumwebaze agambye nti omuntu waabwe tanawebwako mukisa kwenyonyolako yadde ku bimuvunanibwa, kyagamba nti byonna ebyakoleddwa babiwakanya.

Ku lunaku lw’okubiri olwa Sabiiti eno akakiiko akalondoola eby’obulamu okuva mu maka g’omukulembeze we Ggwanga nga kakulembeddwamu Dr. Warren Namara kaayoola Dr. Byarugaba okuva mu offiisi ye e Mulago era poliisi ne muggulako emisango okuli okubuzaawo ensimbi mu ngeri etategerekeka, okukozesa obubi Offiisi ye, okufiiriza Gavumenti ensimbi empitirivu ne milala

 

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Dr Diana AtwineDr. Byarugaba BateranaMulago Hospital
Previous Post

Former Minister Rukutana preaches peace and reconciliation as Christians embrace lent

Next Post

Lower domestic electricity tariffs – LOP Mpuuga

Next Post
Lower domestic electricity tariffs – LOP Mpuuga

Lower domestic electricity tariffs - LOP Mpuuga

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....