• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

CAO ne Yinginiya Mujja kutubuulira ebyuma ebisima amazzi e Mukono kye byabadde bikola e Wakiso, Ssentebe Bakaluba alidde mu ttama

Mu mwaka gwa 2012 Disitulikiti ye Mukono yagula ekyuma ekisima amazzi ku bukadde bwe nsimbi obusoba mu 500 ne kigendererwa eky'okufunira abatuuze amazzi amayonjo mu bitundu byabwe nga tebakalubiziddwa nnyo saako n'okweyazika olutatadde.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 months ago
in Luganda, National, News
20 1
Ssentebe wa District ye Mukono Rev. Peter Bakaluba Mukasa

Ssentebe wa District ye Mukono Rev. Peter Bakaluba Mukasa

ShareTweetSendShare

Ssentebe wa Disitulikiti ye Mukono Rev. Peter Bakaluba Mukasa atabukidde akulira abakozi mu Disitulikiti James Nkata saako n’akulira ebyamazzi Eng. James Kalule nga entabwe evudde ku byuma ebyagulibwa Disitulikiti ye Mukono okusima amazzi okusangibwa mu Wakiso nga emirimu bigikakkalabiza eyo.

Olunaku lw’omukaaga Ssentebe Bakaluba yatemezeddwako abazira kisa  nga ebyuma ebisima amazzi ebya Disitulikiti bwe bilabiddwako mu bitundu bye Matugga mu Wakiso nga bisima Naikonto, songa mu kiseera ekyo byabadde bilina kuba mu bitundu bye Mpatta mu Mukono gye byali byatwalibwa okusimira abatuuze baayo amazzi amayonjo.

Amangu ago yasindise akulira eby’ensimbi ku lukiiko lwa Disitulikiti Samuel Odong eyagenze nakizuula nga ddala kyabadde kituufu, era byasangiddwa nga biyiikuula amazzi ag’obwannanyini mu bitundu bye Matugga olwo ne bikwatibwa ne bitwalibwa ku poliisi.

Ssentebe Bakaluba agambye nti enkola yabakozi ba Gavumenti naddala CAO ne Yinginiya wa mazzi tagitegeera nti kubanga ebyuma ebilina okukola amazii ga bannaMukono ate bikwatibwa bitya nga bikola e Kayunga ne Wakiso nga bannanyini byo bakaaba mazzi mayonjo, nawera okuttunka nabuli eyefunyiridde okukozesa ebintu bya Disitulikiti emirimu mu bukyamu.

Anyonyodde nti bwe baasanze abakozi abakola ku kyuma kino baabatotoledde ebizibu bye bayitamu nga bakola emirimu omuli n’obutasasulwa nsimbi za musaala okumala ebbanga eddene, nagamba nti wakufefetta buli kazambi afumbekedde mu kitongole kya Works e Mukono.

“Kyenyamiza nti ekyuma kino kyalina okusimira abantu be Mpatta ku kyalo Nakalanda amazzi amayonjo era, ne kitwalibwayo nga tumanyi nti abantu baffe baali baakufuna amazzi amayonjo, kyokka ne kikukusibwa ekiro ne kitwalibwa mu Disitulikiti ye Kayunga ne Wakiso gye kibadde kikola amazzi ag’abantu ba bulijjo.

Bino sigenda kubikkiriza kukola Mukono nga ndi Ssentebe era CAO ne Yinginiya mbayise ku mmande banyonyole ku nsonga zino, era batuwe ne  mbalirira ya sente zonna ezibadde zikunganyizibwa kubanga tukizudde nti mpitirivu, bwe kibalema olunaku lwe nkya ensonga tugenda kuzongerayo wa Kalisiliiso wa Gavumenti omukono gwa mateeka gukole tukooye obubbi” Bakaluba bwe yagambye.

Yagaseeko nti agenda kutankuula ne kitongole ekikola emirimu (WORKS DEPARTMENT) kyagambye nti nakyo kifuuse kizibu nga abakozi ba Gavumenti bakola emirimu nga bwe bagaala saako n’okulwisaawo okuyisa zi Pulaani za mayumba ne kigendererwa eky’okusooka okusaba abantu enguzi okuziyisa kyagambye nti nakyo kikyamu.

Mu mwaka gwa 2012 Disitulikiti ye Mukono yagula ekyuma ekisima amazzi ku bukadde bwe nsimbi obusoba mu 500 ne kigendererwa eky’okufunira abatuuze amazzi amayonjo mu bitundu byabwe nga tebakalubiziddwa nnyo saako n’okweyazika olutatadde.

Wabula guno mulundi gwa 2 nga ebyuma bikwatibwa mu disitulikiti ye Wakiso nga n’ogwasooka kyaliwo mu mwaka gwa 2005 bwe kyasangibwa nga kisima Nnaikonto mu bitundu bye Nansana.

Kaewefube okufuna akulira abakozi saako ne Yinginiya wa mazzi agudde butaka olwa masimu gaabwe agamanyiddwa okuba nti tegabaddeko.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share4Tweet3SendShare

Related Posts

UTB CEO Lilly Ajarova
News

Uganda – The Pearl of Africa to Germany – the heart of the global Meetings Industry

26th May 2022 at 16:08
Kyegegwa accident kills five people
National

Kyegegwa fatal road accident kills 5 on spot

26th May 2022 at 14:00
MP Ssegirinya in court on Thursday
Court

MP Ssegirinya loses hope as his lawyer Malende ‘plays hide and seek’ whenever court sits to hear his case

26th May 2022 at 13:32
Next Post

Kabale police ban ungazetted entry points, bags in Educational Institutions

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Entebbe: Police officer found dead along Lake Victoria shorelines 

    14 shares
    Share 6 Tweet 4
  • Government in confusion on how to effect salary increment for science teachers

    46 shares
    Share 18 Tweet 12
  • DR IAN CLARKE: Highway Robbery by Wakiso District Council

    11 shares
    Share 4 Tweet 3
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1884 shares
    Share 754 Tweet 471
  • How NUP’s Waiswa Mufumbiro destroyed Frank Gashumba in one night

    11 shares
    Share 4 Tweet 3

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....