• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bazzukulu ba Ham Mukasa baagala kugenda ku ndaga Butonde, Babuusa buusa omu ku banaabwe obutaba wa Famire

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Business, Luganda, National, News
0 0
Embuga ya Hamu Mukasa ate mu katono ye Nabeeta Nanteza gwe bagamba atali wa kika kyabwe

Embuga ya Hamu Mukasa ate mu katono ye Nabeeta Nanteza gwe bagamba atali wa kika kyabwe

ShareTweetSendShare

WABALUSEEWO obutakkaanya wakati mu bazukulu b’eyali Sseekiboobo w’esazza lye Kyaggwe Ham Mukasa olwabatamanya ngamba ab’efunyiridde okutunda ettaka lye mbuga ya Jjajjabwe esangibwa mu kibuga Mukono.

Wetwogerera bino embuga eyali etudde ku takka eriweza yiika 70 n’omusobyo lyonna ly’atundwa abamu ku bantu abeyita abazukulu ba Ham Mukasa.

Enyumba eno yabyaffayo era nga abantu bangi mwebakulidde nga kwosa ne ssaabasajja kabaka wa Buganda n’abwekityo kyamugaso obutagikiriza kusanawo.

Ham Mukasa Galabuzi omusika omukulu mu nyumba ya Ham agamba mweralikirivu nti enyumba ya Jjajjawe yandikwata ekkubo lye limu nga eya  Kisingiri, Stanlas Mugwanya  ne

sir Appolo Kaggwa nti kubanga zonna zasanawo ate nga abantu abo gwe musingi Buganda kwe yazimbirwa.

Nga ojeeko okusanawo Kw’obutaka bwa Ham Mukasa e Nasuuti bano era banokoddeyo n’ebintu ebilala okuli etakka lya jajja wabwe elitundiddwa mu mankwetu nga balumiriza mwanyinabwe Betty Nanteza Nabeta okuba mu kobaane ly’okutunda okumalawo byonna.

Kumbuga eno kwe kuli agaali amakaage ga Sekiboobo Ham Mukasa agamanyiddwanga Lujjonjoza, ekijja, emmotoka ye eyekika kya rolls royce awamu ne nyumba eyittibwa ekiteteyi n’ebintu ebilala nga byona byolekedde okusanawo kye bagamba nti tebagenda kikikkiriza.

Gye buvuddeko ekifo kino kyatongozebwa ekitongole kyebyobulambuzi mu gwanga ekya Uganda Tourism board okuba eky’obulambuzi ne kkadiyizo Community museum.

Galabuzi ne banne baalabude abo abeyita ab’enju ya Ham okulekelawo okusanyawo omukululo gwa Jajjaabwe Ham Mukasa era nawanjagira abakulu okuva mu Buganda okusitukilamu bajje batunule mu nsonga zino.

Era yalabude abo bonna abaagula awamu naabo abagaala okugula ettaka okutudde embuga eno nti tewatundibwa kubanga kifo kya Nnono nti era anagulako ajja kuba aguze mpewo.

Aba Famire era baalaze nti munaabwe gwe balumiriza okutunda Nanteza Betty Nabeeta  nti mwebolereze tabalinaako kakwate mu musaayi ngakino kibaviriddeko okusaba kkooti ebakkirize ono akeberebwe endaga butonde enkayana ziggwe.

Wabula Nanteza ayogerwako bwe yatuukiriddwa ku ssimu yagambye nti ensonga zino tayagala kuzoogerako kubanga ziri mu kkooti


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

Former REA staff (R) appearing before the committee. One the left is Hon, Eddie Kwizera
National

Former REA staff petition Parliament over unfair termination

29th March 2023 at 10:08
Hon. Babalanda (2nd R) appearing before Cosase chaired by Ssenyonyi (R)
National

Minister Babalanda defends decision to fire corrupt UPPC bosses

29th March 2023 at 09:53
SACCO leaders and Parish Chiefs from Kayunga District pose for a group photo after the PDM training at Kayonza Primary School
Business

Post Bank launches nationwide PDM SACCO leaders training

29th March 2023 at 08:35
Next Post
Ruth Nankabirwa and Sarah Opendi

Stop poking your nose in issues of the next Parliament! Minister Opendi attacks outgoing MP Nankabirwa for dictating whom to vote for Speakership

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In