• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tugenda kuyingiza buli ayagala okwegatta ku DP, Mao

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
8 1
Tugenda kuyingiza buli ayagala okwegatta ku DP, Mao

Norbert Mao akulembera ekibiina kya Dp nga ayaniriza Joseph Mayanja (Chameleon) gyebuvuddeko

ShareTweetSendShare

OMUKULEMBEZE we kibiina kye by’obufuzi ki Democratic Party Norbert Mao alangiridde nga obukulembeze bwe kibiina kino bwe butagenda kusibira muntu yenna ayagala okukyeagattako wabweru, nagamba nti buli ayagala okubegattako bagenda kumuyingiza mu kibiina kubanga beetaga bantu.

“Tugenda kuvuba buli muntu ayagala okwegatta ku kibiina kya DP kubanga twetaaga abantu abalina embavu okuvuganya ku bifo ebyenjawulo, era abantu Yosefu Mayanja amanyiddwanga Chameleon tumaze okumukkiriza okwegatta ku Dp” Mao bwe yagambye.

Okwogera bino yabadde mu lukungaana lwa mawulire olwa buli wiiki mwe yasinzidde nategeeza nti amaze n’okwogerako ne bazadde ba Joseph Mayanja era ne bamutegeeza nti basanyufu omwana waabwe okukomawo eka mu kibiina kye bakkiririzaamu nga famire.

Yanyonyodde nti Mayanja bagenda kumuyingiza mu butongole ku mukolo ogugenda okubaawo leero ku Sharing Hall e Nsabya era nga wano we bagenda okusinziira okulumba eggwanga lyonna nga baaniriza abantu abaagala okwegatta ku kibiina era babayingize.

“Tugenda kubakubamu tooci buli alina obusobozi okuvuganya tujja kumukwasa bendera ye kibiina avuganye awatali buzibu bwanna, abantu bangi babadde batya okudda mu kibiina  songa baffe ddala naye kati tubayita bajje eno ye wammwe” Mao bwe yayongeddeko.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Share2Tweet1SendShare
Previous Post

I was endorsed as People Power Chairperson – Lubwama

Next Post

Minister Aceng asks DHOs to desist from airing dirty laundry on social media

Next Post
Minister Aceng asks DHOs to desist from airing dirty laundry on social media

Minister Aceng asks DHOs to desist from airing dirty laundry on social media

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In