• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Abaana abaliko obulemu balowozeddwako nga bazimba zi kabuyonjo e Mukono

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
4 0
Abaana abaliko obulemu balowozeddwako nga bazimba zi kabuyonjo e Mukono

PWD-friendly latrine built at Nakibanga Primary School

Share on FacebookShare on Twitter
Essomero lya pulayimale ‘e Nakibanga   mu muluka gw’e Ssaayi mu ggombolola y’e Nakisunga e Mukono lifunye kabuyonjo za mizigo kkumi okuli n’ezikozesebwa abalema, nga zaazimbibwa ku nsimbi obukadde 46m.
Kabuyonjo zino zaazimbibwa ekibiina ekigabi ky’obuyambi mu ggwanga lya Germany ekimanyiddwa nga Visions for Children, nga kyaapererezebwa ekya kuno ki Katosi Inter Community development Alliance (KIDA).
Omukolo gw’okuwaayo zi kabuyonjo zino gweetabiddwaako omubaka w’ekitundu mu palimenti Johnson  Muyanja, eyawadde abatuuze okukomya omuze gw’okusimbira ekkuuli emirimu egireeteba abantu bwe batakwataganya ndowooza za bya bufuzi.
Yabajjukiza nti gavumenti erina entegeka nyingi ennungi naddala eri  abavubuka, n’agattako nti bwe zisimbirwa amakuuli, abavubuka be bafiirizibwa omukisa gw’okwetaba mu ntegeka z’okuva mu bwaavu.
Omubaka Johnson Muyanja Ssenyonga wakati ne ba member ba KIDA nga baggulawo kabuyonjo ze bazimbidde abayizi be Nakibanga e Mukono
Ate ssentebe w’ekibiina ky’e Germany ki Visions for Children Muky. Hila LImar yagambye nti eby’enjigiriza kkubo kkulu omuyitwa enkulakulana z’eggwanga lyonna, n’agattako nti bo basanyufu okufuna omukisa gw’okwetaba mu ntegeka y’okukulakulanya abaana b’ekitundu kino.
Ye akulira ekibiina ki KIDA Tony Kabuye, yasabye abakulembeze ku mitendera egya wansi okufaayo okulondoola emirimu egikolebwa mu bitundu byaabwe, ng’ekkubo ery’okuzza amaanyi mu ba musigansimbi abaleeta kuno emirimu.
Yagasseeko nti bwe bakolaganira awamu ne ba musingansimbi, abakulembeze kibawa omukisa okulaba nti emirimu egireetebwa m u bitundu byaabwe gy’egyo gyenyini abantu baabwe gye


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Police speak out on foiled robbery on Besigye’s Nsambya Petrol Station

Next Post

Ethiopia’s Army Chief shot dead in coup attempt

Next Post
Ethiopia’s Army Chief shot dead in coup attempt

Ethiopia's Army Chief shot dead in coup attempt

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In