• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bannabyabufuzi muteseseze amalwaliro, Nabagereka Sylivia Nagginda

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Health, Luganda, News
8 1
Bannabyabufuzi muteseseze amalwaliro, Nabagereka Sylivia Nagginda

Nabagereka mu kusabira omwoyo gw'omugenzi kitaawe John Mulumba Luswata mu kkanisa e Namirembe

Share on FacebookShare on Twitter

NABAGEREKA  Sylivia Nagginda Luswata asabye bannabyabufuzi bonna ku mitendera egy’enjawulo okuvaayo okuteeseza amalwaliro kyagamba nti kijja kuyambako okutumbula omutindo gwe by’obujjanjabi, saako nokwongera okussaamu ebyetaago abantu be bakulembera basobole okujjanjabwa endwadde ezibasumbuwa.

Nabagereka agamba nti eby’obujjanjabi mu Ggwanga bizibu nnyo, naye nga kiva ku bakulembeze butavaayo kumanya biki byetagibwa mu malwaliro bisobole okutekebwamu, naddala kati nga endwadde ez’omutawaana zimalawo abantu.

Okwogera bino yabadde mu Lutikko y’omutukuvu Paul e Namirembe mu kusabira omwoyo gwa kitaawe omugenzi kati John Mulumba Luswata eyafudde ekirwadde ky’omutima ekibadde kirudde nga kimutawanya.

Hill Water

“Endwadde nnyingi omuli omutima, kkansa, Fisitula ne ndala nnyingi abantu baffe zi bali bubi, kyokka nga ebyuma ebikozesebwa mu kuzijjanjaba mu malwaliro agagendamu abantu ba bulijjo tebiliiyo, kale mwe abakulembeze baffe tubasaba muteeseseze amalwaliro gasobole okugasa abantu baffe.” Nabagereka bwe yagambye.

Yasiimye omugenzi kitaawe okubakuza obulungi nga abaana be era namwogerako nga omuntu abadde awa ennyo Famire ye obudde obungi mu kiseera kyamaze ku Nsi, era nga abadde awa abantu ekitiibwa nasaba abazadde okwagala ennyo abaana baabwe.

 



Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share73Tweet1Send
Previous Post

Should Banks play a role in teaching children about financial management?

Next Post

Nabagereka’s late father, Mzee Luswata to be laid to rest today in Wakiso

Next Post
The late Mzee Luswata

Nabagereka's late father, Mzee Luswata to be laid to rest today in Wakiso

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In