• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Obulabirizi bwe Mukono bufunye omulabirizi omuggya; Biibino ebyafaayo bya Rt. Rev. Enosi Kitto Kagodo

Oluvanyuma yegatta ku Ttendekero lya Uganda Christian University e Mukono naafuna Diploma mu kutambuza eby’obulamu era mu mwaka gwa 2014 naamaliriza Diguli mu ssomu lye limu.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Conversations with, Luganda
2 0
Omulabirizi we Mukono Omulonde Rt. Rev. Enosi kitto Kagodo

Omulabirizi we Mukono Omulonde Rt. Rev. Enosi kitto Kagodo

ShareTweetSendShare

Rt. Rev. Enosi Kitto Kagodo alondeddwa okuba omulabirizi w’obulabirizi bwe Mukono omuggya.

Ono ye Mulabirizi ow’okutaano kasokedde obulabirizi bwe Mukono bwekutula ku bwe Namirembe.

Kagodo yadidde omulabirizi James Williams Sebaggala mu bigere ekifo kyamazeemu emyaka egisoba mu 13.

Alondeddwa mu lukungaana lwa Balabirizi olukyagenda mu maaso mu bitundu bye Lweza mu Wakiso.

 

Ebyafaayo by’omulabirizi omulonde Enosi Kitto Kagodo

Rev Canon Enos Kitto Kagodo,Azaalibwa Omwami (omugenzi) James Kibirige Kagodo,  muzukulu wa Enos Kagodo ate Nnyina ye Ruth Kibirige, yeddira Ngeye ate Nnyina yeddire ffumbe.

 

Kagodo ye mwana ow’ekkumi mu maka ga kitaawe omugenzi kati James Kibirige.

OKUSOMA KWE:

Yatandikira Katikamu gye yasomera Nursary kuba yali yagenda ne mwanyina Roy Nakakande okutuuka mu ky’okutaano, eno yavaayo nadda ku kyalo gye bamuzaala e Nangwa era nasomera mu Namuyenje Pulayimale okutuuka mu p7.

Yegatta ku Bishop ss Mukono nga eno gye yatuulira siniya ey’okuna.

Yatandika okusoma obuwereza bwe kkanisa mu Grover.C.Wilcox School of Mission and Evangelism n’akoonolayo ebbaluwa mu byediini esookerwako.

Yeyongerayo okukkatiriza eddiini mu Uganda Martyrs Seminary era naafuna ebbaluwa ey’okubiri mu bye Ddiini (Certificate in Theology).

Oluvanyuma yegatta ku Ttendekero lya Uganda Christian University e Mukono naafuna Diploma mu kutambuza eby’obulamu era mu mwaka gwa 2014 naamaliriza Diguli mu ssomu lye limu.

Rev. Kagodo esembye ku ddyo lwe yamala emisomo gye ku ttendekero lya UCU e Mukono

 

OBUFUMBO:

 

Baafumbiriganwa ne Maama Catherine Namuddu Kitto nga 16/12/1995, kati baweezezza emyaka  (26) Mu bufumbo mukama abawadde abaana okuli ab’omubiri n’ab’omwoyo bano wa mmanga.

  1. Irene Nambi
  2. Benjamin Senfuka
  3. Dickson Lukenge
  4. Ruth Nagayi Mirembe.
  5. Deborah Nakitto.
  6. Jonathan Kuteesa Kaddu

OBUWEEREZA

Natumibwa nga  Omubuulizi  mu kkanisa y’e Nakoosi mu 1995-1996. Era eno gye yasomera Obubuulizi ffe twasoma emyaka ebiri era nebaza nnyo Ven Kabuuka okunjagala ate n’okunsabira era yampa ebiteeso bye nakozesanga.

1997-2001,St Stephen Namasiga C/U ng’omubuulizi

2001-2005,Naminya Parish ng’omusumba

2006-2009,Njeru Parish ng’omusumba

2010-2013,St Phillips and Andrews Cathedral nga Vicar

2014-2015,-Sabadiikoni wa Lugazi eyasooka

2016-2018 Ssabadiikoni we Seeta

2019 okutuusa kati nze Diini wa lutikko y’abatukuvu Firipo ne Andereya ku Bulabirizi.

 

OBUVUNANYIZIBWA OBULALA

Yaliko omukulu w’abavubuka mu Kkanisa ye Namuyenje

Yaliko Ssentebe w’eKyalo –Nangwa LCI emyaka ettano

Yakulirako abavubuka ku muluka era nga ye Kkansala wa Namuyenje ku Gombolola e Nakisunga.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

KCCA team meeting Ham Kiggundu over Nakivubo Channel
Business

Lukwago Celebrates as KCCA Halts Ham’s Unauthorized Construction on Nakivubo Channel

5th September 2025 at 16:56
Conversations with

ICEA LION Plants 400 Trees at Mother Kevin Memorial School in Nsambya

5th September 2025 at 15:31
Dr. Ayub Mukisa (Ph.D.)
Conversations with

Dr. Ayub Mukisa: Does Karamoja need “wealth creation” or “value addition” on the already available wealth?

5th September 2025 at 15:00
Next Post
Rev. Onesimus Asiimwe

Rev. Onesimus Asiimwe Elected 6th Bishop of North Kigezi Diocese

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    320 shares
    Share 128 Tweet 80
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    221 shares
    Share 88 Tweet 55
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    83 shares
    Share 33 Tweet 21
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    79 shares
    Share 32 Tweet 20
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1242 shares
    Share 497 Tweet 311
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Protecting youth culture: Join the war on content piracy

7th September 2025 at 17:38

President Museveni passes out 1,372 patriotic secondary school teachers 

6th September 2025 at 22:05

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Protecting youth culture: Join the war on content piracy

7th September 2025 at 17:38

President Museveni passes out 1,372 patriotic secondary school teachers 

6th September 2025 at 22:05

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda