• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Omubaka Nakimuli awaddeyo Yingini ye Lyato egenda okutambuza abasumba mu kigo kye Bukasa e Kalangala.

Omubaka Nakimuli yawadde banna Bukasa amagezi okwesenbereza n'okugulumiza Katonda buli kiseera bafune obusaasizi bwe nga kwotadde n’obukuumi.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 months ago
in Luganda, religion
13 1
Omubaka Helen Nakimuli wakati nga awayo Yingini gye yagulidde abasumba n'abawereza mu kigo kye Bukasa e kalangala

Omubaka Helen Nakimuli wakati nga awayo Yingini gye yagulidde abasumba n'abawereza mu kigo kye Bukasa e kalangala

ShareTweetSendShare

Essanyu katono litte abantu ba Katonda  ab’eKigo ekiggya eky’e Bukasa mu Ssaza lye Masaka nga bajaguza okuweza omwaka omulamba ng’ekigo kino kitondeddwawo.

Bano abaabadde bakungaanye okusonda ssente ez’okugula yingini ye Lyato elinaayamba Abasaserdooti okubunyisa Obutume Bwa Kristu  mu kigo ky’e Bukasa ekikolebwa ebizinga 64, ate kyababuuseeko omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti ye Kalangala Helen Nakimuli bwe yayingiddewo ne yingini gye baabadde beetagira ddala, era nga  mpya ttuku eyekika kya HP 15 ebalirirwamu  bukadde bwe nsimbi za Uganda 10  naagitonera ekigo kino kigire nga kikozesa eyo.

Nakimuli era yeyamye okuwa abakirisitu  elyato elibalirirwamu obukadde 10, nga muno abasumba n’abawereza ba Katonda mwe bagenda okutambuliranga nga babunyisa enjiri okwetoolola ebizinga ebitwalibwa ekigo kino.

Omubaka Nakimuli yawadde banna Bukasa amagezi okwesenbereza n’okugulumiza Katonda buli kiseera bafune obusaasizi bwe nga kwotadde n’obukuumi.

“Tewali kye tuyinza kusobola nga abantu nga Katonda tetumukulembezza, nange bulijjo ngenda kukola obutebalira okulaba nga nyambako ku mirimu gya Mukama mu kigo kyaffe kino ekikyali ekiggya”” Omubaka Nakimuli bwe yagambye.

Abakkiriza n’abasumba abeetabye ku mukolo guno basiimye Omubaka wabwe olw’okubaddukirira n’obuyambi bwe ntambula.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share3Tweet2SendShare

Related Posts

Winnie Byanyima
Luganda

Winnie Byanyima; Lwaki musiba omwami wange mu kifo ky’okukendeeza ebbeyi y’ebintu

30th June 2022 at 11:53
abamu ku bategesi ba Festival mu lukiiko
Business

Mukono Business Festival; Omwoleso gw’abakozi ogutegekeddwa okumalako bannaMukono ekiwubaalo

27th June 2022 at 19:24
Sentebe we Sembabule Patrick Nkalubo ku kkono Kkamisona Esther Afoyochan wakati ne Mary Begumisa ku mukolo e Sembabule
Luganda

Abakyala mwewale okujeemera abaami bammwe nga mutuuse mu bifo by’obuvunanyizibwa

25th June 2022 at 17:26
Next Post
Land title

Panic as Landlord loses title of land hosting government school to money lender

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • The late Samuel Majwega

    MK Publishers Proprietor Majwega dies from USA where he had gone to attend daughter’s graduation ceremony

    63 shares
    Share 25 Tweet 16
  • Businessman Sudhir puts his magnificent One-10 Apartments up for sale

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
  • First Son Muhoozi reveals what he will do to his enemies trying to disorganise his relationship with President Museveni 

    22 shares
    Share 9 Tweet 6
  • Mukono: Armed thugs shoot Supermarket cashier, make away with unspecified amount of money 

    19 shares
    Share 8 Tweet 5
  • Please return to class next week-Speaker Among tells striking teachers

    18 shares
    Share 7 Tweet 5

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....