• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tweyubudde; Omubaka Migadde agenda kuwandiisa ekibiina ekigatta abavubi mu Ggwanga ekyawukana ku AFALU

Abavubi baludde ebbanga nga beemulugunya ku kibiina kya AFALU n'okusingira ddala Ssentebe Godfrey Kambugu gwe bagamba nti ono tafuddeyo kubalwanirira naddala mu kiseera nga batulugunyizibwa ab’ebyokwerinda.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Business, Luganda
13 0
Omubaka Robert Migadde Ndugwa

Omubaka Robert Migadde Ndugwa

ShareTweetSendShare

OMUBAKA akiikirira ebizinga bye Buvuma mu Lukiiko lwe Ggwanga olukulu Robert Migadde Ndugwa agamba nti agenda kuwandiisa ekibiina ekigatta abavubi  mu Ggwanga mu kawefube gwe balimu okusobola okweddabulula saako n’okulwanirira omulimu gwabwe.

Ekibiina kino kigenda kwawukanako n’ekyo ekiliwo kati ekimanyiddwanga Association of Fishers and Lake Users of Uganda (AFALU) abavubi kye bagamba nti kino kyava dda ku mulamwa ogw’akitandisa abakulembeze ne basalawo kukola byabwe.

Omubaka Migadde agambye nti yoomu ku bavubi abato abaaliwo nga ekibiina kya AFALU kitandika, era nga egimu ku milamwa egy’akitandisaawo mwalimu okulwanirira omulimu gw’obuvubi, okusomesa abavubi okwewala envuba embi, okubayigiriza okutereka n’okwewola basobole okutambuza omulimu gwabwe nga bafunamu ne bilala.

Ono agamba nti okuva ekibiina kino abakulembeze baakyo bwe baakikyusa ne bakifuula ekitongole ky’obwanakyewa (NGO) ebintu byakyuka byonna era nga kati abakulembeze bakola mirimu milala nnyo abavubi mwe batasobola yadde okuyambibwa, nga kyetaagisa ekibiina ekilala nga kino kye kijja okusobola okuddayo ku nnono okutambuzibwa obuvubi awo banyini kyo balyoke bafunemu.

“Mukiseera kino nze nkulembera olukiiko olugatta abava mu bitundu ebilimu ennyanja mu Palimenti, (The  parliamentary Forum on fisheries) era nfuna ebilowoozo n’okwemulugunya kungi okuva mu bavubi okwetoloola e Ggwanga lyonna, kino nkizudde  nti abavubi beetaaga ekibiina ekibagatta okusobola okuwulira ensonga zaabwe era zikolweko.

Baganda baffe aba AFALU kyewunyisa nti ate obasanga beenyigidde ne mu kukola ebikwekweto n’amaggye, nga bino bivaamu ate okukwata banaabwe be bandibadde basooka okusomesa akabi akali mu kuvuba obubi ogenda okwesanga nga bangi bafiiriziddwa ate be bayita banaabwe” Migadde bwe yategezezza mu mboozi eyakafubo ne WACCHDOGUGANDA.COM ku mande.

Yayongeddeko nti nga bwe waliwo ebibiina ebigatta abalimi be bikajjo ne mwaanyi nga muno abalimi mwe bayita okutuusa ensonga zaabwe eri Gavumenti bwe wasaana wabeewo ne ky’abavubi mwe beegattira kubanga balina ebizibu bingi eby’etaaga okukwatibwako Gavumenti mu kiseera kino.

“Twetaaga okutandikawo Factory zaffe nga abavubi okusobola okuyambagana mu mulimu gwaffe, okutereka n’owewola enjaogera y’okulya ekivubi eggwewo, ate n’okwegatta mu manvuuli emu ffenna eddoboozi luyaffe ly’ongere okuwulirwa

Ekibiina kino kisuubirwa okwegattirwamu abavubi abasoba mu 50,000 okwetolola e Ggwanga lyonna era tugenda kukiwandiisa mu banga elitali lya wala” Migadde bwe yayongeddeko.

Abavubi baludde ebbanga nga beemulugunya ku kibiina kya AFALU n’okusingira ddala Ssentebe Godfrey Kambugu gwe bagamba nti ono tafuddeyo kubalwanirira naddala mu kiseera nga batulugunyizibwa ab’ebyokwerinda.

Kambugu mu kwanukula ku nsonga eziruma abavubi yagambye nti byonna bya bufuzi ebizze engeri gye banatera okukyusa obukulembeze.

 

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share3Tweet2SendShare

Related Posts

Joshua Kato
Business

JOSHUA KATO: Tax Amnesty re-introduced – A timely opportunity for businesses

10th July 2025 at 09:47
Business

Is Artificial Intelligence Beneficial or Detrimental?

10th July 2025 at 00:17
Business

Henry Mulindwa: A Daily Monitor editor who’s lived with loyalty, love and dedication to friends and company

9th July 2025 at 20:19
Next Post
Lwera Stretch along Kampala-Masaka Highway

UNRA to fully reconstruct Lwera stretch

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1125 shares
    Share 450 Tweet 281
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    49 shares
    Share 20 Tweet 12
  • Who is Bosco Muwonge, Uganda’s elusive real estate billionaire?

    36 shares
    Share 14 Tweet 9
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2289 shares
    Share 916 Tweet 572
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    48 shares
    Share 19 Tweet 12
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Truth Revealed: Jinja City Council Clarifies On Shs4.2 Billion Return To Treasury 

10th July 2025 at 19:35
Mashable is a global, multi-platform media and entertainment company For more queries and news contact us on this Email: info@mashablepartners.com

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Truth Revealed: Jinja City Council Clarifies On Shs4.2 Billion Return To Treasury 

10th July 2025 at 19:35
NUP leaders

NUP’s Pragmatic Pivot: Sending a Bipartisan Treasurer to IPOD

10th July 2025 at 19:29

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda