Kizito Moses Buule

1356 Articles

Ogw’obutemu oguvunanibwa sebuufu owa Pine gusalwa leero.

OMUSANGO gw'obutemu oguvunanibwa omugagga wa Pine Muhammad Sebuufu gusalwa leero. Omulamuzi Flavia Anglin Senoga yagenda okuguba mu mitambo, nga muno…

1 Min Read

Enguudo e Mukono ziri mu mbeera mbi, Enkuba y’etulemesa Ssentebe Ssenyonga

ENGUUDO mu Disitulikiti ye Mukono ziri mu mbeera mbi ng’entabwe yonna  eva ku migga egyawaguzza amazzi ne ganjaala mu kkubo…

2 Min Read

Nze nasaba Nakalema okunonyereza ku bubbi obuli mu Bbanka enkulu, Gavana Mutebile ayogedde

GAVANA wa bbanka enkulu Pulofeesa Emmanuel Tumusiime Mutebile avuddeyo natangaaza ku biliwo mu mawulire, era nalaga nti ye kennyini yeyasaba…

1 Min Read

Omusinga akkiriziddwa okugenda okuziika nnyina

KKOOTI ewozesa emisango gya ba kalintalo mu Ggwanga kyaddaaki ekkirizza Omusinga wa Rwenziruru Charles Weasley Mumbere okugenda okuziika Nnyina Christine…

1 Min Read

Aba kakiiko k’eddembe ly’obuntu basimbiddwa mu kkooti lwa kubba nsimbi za Gavumenti

ABAKUNGU bataano ab’akakiiko k’eddembe ly’obuntu basimbiddwa mu kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi ne bavunaanibwa okukozesa obubi ofiisi zaabwe. Wilfred Asiimwe Muganga,…

2 Min Read

Tukuletedde ebiri mu embalirira ya 2019-2020 ne nsimbi ezibitereddwako

OLWALEERO olw'okuna nga 13. 06. 2019 Minisita w'ebyensimbi Matia Kasaija lwagenda okusoma embalirira ye Ggwanga ey'obutabalika 41 ku wooteeri ya…

2 Min Read

Sigendagako wa Kyagulanyi era sisuubira kuyitayo kubanga silina kye mwetaaza, Nsereko ayanukudde

OMUBAKA wa massekkati ga Kampala Muhamad Nsereko asambazze ebigambibwa nti yakyalako mu maka ga mubaka munne Robert Kyagulanyi (Bobi Wine)…

2 Min Read

Lwaki mutugaana okukuba enkungaana ate nga Pulezidenti ye temumufaako?? Aba People Power

ABAKULEMBERA ekisinde kya People Power basomoozezza akakiiko ke by'okulonda mu Ggwanga nga abaagala bababulire lwaki bagaana enkungaana zaabwe nga kwotadde…

2 Min Read

Ababaka belwanyeko ku by’okukabasanya abayambi baabwe, Batukema nga bambadde bubi

ABABAKA ba Palimenti bavuddeyo ne beelwanako nga byayogeddwa abayambi baabwe bwe baabadde basisinkanye Omukubiriza w'olukiiko lwe Ggwanga olukulu Rebecca Kadaga…

2 Min Read

Chakig Eco Tourism Centre to setup zoo in Mukono

Chakig  has plans to set up a permanent zoo in Mukono District. The zoo will be located at Nakoosi village,…

2 Min Read

Aba Chakig Echo Tourism Centre batandiseewo ekkuumiro lye bisolo mu Mukono

ABAKULIRA ekitongole ekimanyiddwanga Chakig Echo Tourism Centre ekisangibwa ku kyalo Nakoosi mu Gombolola ye Nakisunga e Mukono bavuddeyo ne ntekateeka…

3 Min Read

Ensalo ya Uganda ne Rwanda e Katuna egguddwawo okutuuka nga 22 omwezi guno

ABANTU abakolera ku nsala ya Uganda ne Rwanda e Katuna bafunye ku ssanyu oluvanyuma lwa Gavumenti ye Rwanda okuggulawo ensalo…

1 Min Read

Enkuba egoyezza ab’emukono omugga Kame ne gutwala emmotoka z’abantu

OLUNAKU lw'omukaaga enkuba yatonye mu kibuga kye Mukono era negoya ebitundu eby'awezeeko, era emigga egirinaanye ekibuga gyonna ne gijjula ekyaleesewo…

2 Min Read

Nange naliko mu Dp ne UPC era nakolerayo emirimu mingi, Museveni abulidde ab’oludda oluvuvanya

PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni ajjukizza abali ku ludda oluvuganya nti naye yaliyo kko era yakolerayo emirimu, naye nagamba nti bano…

2 Min Read

Abavubuka mukomye obunafu, Bp Katumba Tamale abalabudde

OMULABIRIZI wa West Buganda Rt. Rev. Henry Katumba Tamale alabudde abavubuka mu Ggwanga okukomya omuze gw'obwanamunafu, gwagambye nti guvuddeko bangi…

1 Min Read