• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Museveni akyalidde Kabaka n’amukuba akaama, ensimbi n’ebyapa byonna bye mubanja ngenda kubisasula

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
7 years ago
in Luganda, National, News, Politics
12 1
ShareTweetSendShare

PULEZIDENTI Yoweri Museveni awubyeeko olubu lwe kigere mu Lubiri lwa Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi olusangibwa ku kyalo Banda ekiri mu Ssaza lye Kyadondo, naamukuba akaama akamusanyudde nti bulijjo ebintu by’amaze ebbanga eddene ng’abanja, omuli epyapa bye ttaka eby’asigalayo saako n’ensimbi byonna agenda kubimusasula.

Museveni abadde awerekeddwako Ssabawolereza wa Gavumenti William Byaruhanga nabalala, ate Kabaka abadde amulinze ne Mutoowe Omulangira David Kintu  Wassajja nabalala.

Mu kusooka bombiriri basoose ne boogerako mu lujjude lwabantu ababaddewo okwaniriza, kyokka oluvanyuma beevumbye akafubo akatakkiriziddwamu muntu yenna.

Ensonda zitegezezza nti ezimu ku nsonga ezisitudde Omukulembeze we Ggwanga kubaddeko okukomyawo ebyapa byonna ebye ttaka ebibadde bikyabanjibwa Gavumenti ya wakati, nga bino kuliko eby’embuga z’amaSsaza n’amagombolola agasangibwa mu Buganda.

Ekilala kubaddeko ensonga eyensimbi aziri mu Buwumbi ez’asigalayo, nga zino zaali z’abupangisa okumala ekiseera Gavumenti kye yamalanga ekolera mu bizimbe by’obwaKabaka.

Museveni agambye nti amaze okulagira Minisitele ye by’ensimbi okukola ku ntekateeka y’okusasula ensimbi ezibanjibwa amangu ddala, nti era n’ekitongole kye bye ttaka kimaze okukola ku nsonga ye byapa byonna era bisigalidde kukwasibwa Kabaka.

ObwaKabaka bumaze ebbanga ddene nga bubanja ebintu byabwo ebyali by’awambibwa obukulembeze bw’omugenzi Milton Obote mu mwaka gwa 1966, oluvanyuma lw’okuwangangusa Ssekabaka Sir Edward Muteesa eyali Omukulembeze wa Uganda eyasooka.

Pulezidenti Museveni wakati lwe yasisinkana abakulembeze mu Bukama bwa Tooro

Pulezidenti ennaku zino azze akyalira, n’okukyaza abakulembeze be nnono, nga ku nkomerero y’omwaka oguwedde yakyaza Omukama wa Tooro Oyo Nnyimba Kbamba Iguru mu makaage e Nakasero nga wano baateesa ku kya Gavumenti okuzza eby’obugagga by’obukama bynna.

Ono era mu mwezi gwe 12 yali mugenyi mukulu ku mukolo gwa Isabaruuri Costance Mwogezi Butamanya ogwali e Nakasongola oluvanyuma lw’okumala akaseera nga takkiriza kugenda ku mikolo gy’aBaruuli.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share118Tweet2SendShare

Related Posts

News

5th September 2025 at 16:20
News

5th September 2025 at 16:04
News

5th September 2025 at 16:04
Next Post

Poliisi ekyasobeddwa mu gwa Kasirye Ggwanga, Kusasira akyeremye okukola sitatimenti

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    317 shares
    Share 127 Tweet 79
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    215 shares
    Share 86 Tweet 54
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    82 shares
    Share 33 Tweet 21
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    63 shares
    Share 25 Tweet 16
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1240 shares
    Share 496 Tweet 310
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

5th September 2025 at 16:20

5th September 2025 at 16:04

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

5th September 2025 at 16:20

5th September 2025 at 16:04

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda