Tukuletedde ebyafaayo bya Munnamaggye Gen. Wasswa Kasirye Ggwanga Gawaleggabi, Yasibwako mu kkomera e Tanzania lwakujemesa banne.
MUNNAMAGGYE abadde omwatikirivu Gen. Wasswa Kasirye Ggwanga yafudde ku makya g’olwokubiri mu ddwaliro e Nakasero oluvanyuma lw’okumala akabanga nga atawanyizibwa ...