• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Bobi Wine mwana waffe wa NRM tumukwate bulungi, Gen. Kasirye Ggwanga

"Omwana oyo mwana waffe kubanga kitaawe yatuyamba nnyo mu lutalo era nze nga Major General Kasirye Ggwanga sandyagadde muntu yenna w'abyakwerinda kumutulugunya kubanga naye alina ensonga ze ezeetaaga Gavumenti okutunulamu zigonjoolwe". Kasirye bwe yagambye.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News, Politics, Politics
19 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

MUNNAMAGGYE eyawummula Gen. Wasswa Kasirye Ggwanga alabudde abeby’okwerinda okukomya okutulugunya omubaka wa Kyadondo East Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwanga Bobi wine nti kubanga mwana wa Gavumenti eri mu buyinza eya NRM olwa kitaawe n’aboluganda lwe abeetaba obutereevu mu lutalo mu mwaka gwa 1985.

Ggwanga agamba nti Kitaawe wa Kyagulanyi omugenzi Samson Ssentamu yali musaale nnyo mu lutalo naddala mu kitundu kye Kanoni mu Gomba nga eno ye yali akulira okukungaanya emmere abayekera ba NRA gye baanonanga ewuwe ne balya.

“Omwana oyo mwana waffe kubanga kitaawe yatuyamba nnyo mu lutalo era nze nga Major General Kasirye Ggwanga sandyagadde muntu yenna w’abyakwerinda kumutulugunya kubanga naye alina ensonga ze ezeetaaga Gavumenti okutunulamu zigonjoolwe”. Kasirye bwe yagambye.

Yayongeddeko nti olumu atunulira abamutulugunya n’okumwogerako ebikyamu nabajjukira nga mu kiseera ekyo baali basula mu mayumba gaabwe, nga kitaawe wa Kyagulanyi ne banne basala amagezi butya bwe bagenda okwejjjako abasibira mu bbwa  mu kiseera ekyo.

Okwogera bino Kasirye yabadde ayanukula ku mbeera ey’obutakkaanya eliwo wakati wa Bobi Wine ne Poliisi ye Ggwanga, ekyaviiriddeko n’okugaana ebivvulu bye yabadde ategese  mu nnaku enkulu byonna.

“Kye tulina okukola kwe kwebuuza ku mwana ono kiki kyayagala Gavumenti yaffe ekolere abantu baalwanirira, n’oluvanyuma bwe tukimala ensonga ze zonna zikolweko kubanga mwana waffe, ate ndabula ab’oludda oluvuganya Gavumenti nti nammwe mukomye okumwesibako kuba ssi wammwe, okujjako mwagala kumukozesa nga bwe muzze mukozesa abantu bwe bafuna obuzibu ne mudduka” Kasirye bwe yanyonyodde.

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share681Tweet3SendShare

Related Posts

Kabuleta wamu n'abakulembeze be Busoga
Luganda

Kabuleta; Gavumenti eteeke amaanyi mu Makolero ne by’obulimi e Busoga

28th May 2022 at 16:17
News

DRC closes its airspace for RwandaAir planes over M-23 rebel support claims

28th May 2022 at 15:45
National

154 Joint Security Officers Acquire Ideological Skills From Oliver Reginald Tambo School of Leadership

28th May 2022 at 15:31
Next Post

State House to Bobi: Elections will jolt you out of slumber

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • Waiswa Mufumbiro and Frank Gashumba

    How NUP’s Waiswa Mufumbiro destroyed Frank Gashumba in one night

    18 shares
    Share 7 Tweet 5
  • Entebbe: Police officer found dead along Lake Victoria shorelines 

    15 shares
    Share 6 Tweet 4
  • DR IAN CLARKE: Highway Robbery by Wakiso District Council

    12 shares
    Share 5 Tweet 3
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    1887 shares
    Share 755 Tweet 472
  • MP Ssegirinya loses hope as his lawyer Malende ‘plays hide and seek’ whenever court sits to hear his case

    11 shares
    Share 4 Tweet 3

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....