• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Katikkiro Mayiga; Muteketeeke abaana bulungi, Ekyejo ekisusse kisanyizaawo amaka ga bagagga

Yenyamidde olw’abavubuka abatunda eby’obugagga bya bakadde baabwe omuli ne ttaka ne bagula Boda Boda, nagamba nti egimu emirimu ssi gya nsibo era kizibu okugijjamu obugagga naddala nga omala kutunda kyakulekerwa mukadde wo osobole okuguteekawo.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, News
8 0
Katikkiro Charles Peter Mayiga

Katikkiro Charles Peter Mayiga

ShareTweetSendShare

MUKUUMA ddamula w’oBwakabaka bwa Buganda Charles Peter Mayiga agamba nti emu ku nsonga esinze okusiba obwavu mu bannaUganda kwe kuba nti abazadde bakuza bubi abaana baabwe.

“Ekyejo ekiyitiridde mu wakati mu baana nga bakuzibwa kibi nnyo, kubanga omwana akula nga talina ky’amaanyi kyalowooza kubaako kye yekolera nga alowoleza mu by’abugagga bya bakadde be

Era ndabye amaka ga bagagga bangi agasaanyewo oluvanyuma lwa bazadde okufa abaana ne batunda eby’obugagga byonna ne basigala nga baavu lunkupe, ne mirimu egyakolebwa bakadde baabwe teri addamu kugiwulizaako” Katikkiro Mayiga bwe yagambye.

Okwogera bino abadde ku NTV mu pulogulaamu mwasuze mutya nga anyonyola emyaka 9 gyamaze nga akutte ddamula.

Yenyamidde olw’abavubuka abatunda eby’obugagga bya bakadde baabwe omuli ne ttaka ne bagula Boda Boda, nagamba nti egimu emirimu ssi gya nsibo era kizibu okugijjamu obugagga naddala nga omala kutunda kyakulekerwa mukadde wo osobole okuguteekawo.

Yanyonyodde nti nga yakagenda ku bwa Katikkiro yatandikira ku kusonda ttaffaari era nti abantu bangi abawayo ensimbi era bingi ne bikolebwa mu bwaKabaka nti kyokka embeera eno yatuuka ekiseera nga elina okuvaawo abantu batandike okuyiga okwekolera nga kye yava yatandika enkola ye mmwanyi terimba.

“Enkola eno yatandikibwa Ssabasajja yenyini kubanga yalaba nga abantu be beetaaga okutandikawo omulimu omwangu mwe bajja ensimbi nga bakozesa ettaka kwe bali,  basobole okujjamu obugagga obw’ensibo kubanga omuti gwe mmwanyi gumala emyaka 100 nga ogufunamu singa oba ogulabiridde bulungi.

Singa abantu mu Buganda baba balimye emwanyi zaabwe bulungi era nga zilina n’akatale akalungi bajja kuba basobolera ddala okuyimirizaawo obwaKabaka bwabwe saako n’okulabirira amaka gaabwe gwe mulamwa kwe tutambulira, era twebaza abakoze ekyamaanyi okulaba nga babunyisa saako n’okuteekesa mu nkola omulanga gwa Ssabasajja.

Tusaba Gavumenti eteekewo embeera esobozesa okutekawo empuliziganya saako n’okwongera okwetegereza endagaano eyakolebwa ne musiga nsimbi ku mmwanyi” Mayiga bwe yagambye.

 

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

News

President Museveni to officiate at St. Gonzaga Gonza Day celebrations 

1st July 2025 at 11:17
News

UVTAB and Presidential Industrial hub officials meet to ensure competence of skilling project beneficiaries 

1st July 2025 at 11:04
Business

URA Cracks Down on Professional Enablers Fueling Tax Fraud in Uganda

1st July 2025 at 10:33
Next Post
Magyezi appearing before the Committee on Public Service and Local Government

MPs irked over shoddy construction works of government projects 

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1099 shares
    Share 440 Tweet 275
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2282 shares
    Share 913 Tweet 571
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    39 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Pastor Bugingo Seeks Reconciliation with Teddy and Children, Prays for Makula’s Twins

    18 shares
    Share 7 Tweet 5
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    111 shares
    Share 44 Tweet 28
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni to officiate at St. Gonzaga Gonza Day celebrations 

1st July 2025 at 11:17
Bwanika Joseph

BWANIKA JOSEPH: When Education Bows to Power, Dr. Tanga Odoi, General Moses Ali, and the Crisis of Intellectual Leadership in Uganda

1st July 2025 at 11:15

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni to officiate at St. Gonzaga Gonza Day celebrations 

1st July 2025 at 11:17
Bwanika Joseph

BWANIKA JOSEPH: When Education Bows to Power, Dr. Tanga Odoi, General Moses Ali, and the Crisis of Intellectual Leadership in Uganda

1st July 2025 at 11:15

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda