• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Abakulembeze be nzikiriza basabye Pulezidenti Museveni aggulewo amasinzizo, Tujja kugoberera ebiragiro bya b’ebyobulamu

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
5 years ago
in Luganda, National, News, Politics, religion
8 1
Bannadiini nabakulembeze ba Disitulikiti ye Mukono oluvanyuma lw'okusaba

Bannadiini nabakulembeze ba Disitulikiti ye Mukono oluvanyuma lw'okusaba

ShareTweetSendShare

Banaddiini ab’enzikiriza ez’enjawulo  basisinkanye ku kitebe kya ofiisi z’omubaka wa Pulezidenti e Mukono okusabira e Ggwanga Uganda  Katonda aliyambe okuvvunuka ekirwadde kya Covid 19 n’embeera zonna endala ezitadde bannaUganda ku bunkenke.

Okusaba kuno kwawomeddwamu omutwe ekibiina ekitaba abasumba ba balokole mu greater Mukono ekya Love Peace and Unity Pastor’s Destiny Forum Uganda, nga kwetabiddwamu ne bannabyabufuzi ab’emitendera egy’enjawulo abakulembeddwa RDC Fred Bamwine,meeya w’ekibuga Mukono George Fred
Kagimu, ssentebe wa LC5 Andrew Ssenyonga n’abakulembeze b’enzikiriza zonna.

Mu kusaba kuno Dean wa Lutikko y’obulabirizi bwe Mukono Rev. Enosi Kitto Kagodo  yasabye
bannaUganda saako ne Uganda eyawamu okulaba nga bateeka Katonda mu kitiibwa kye okusobola okwanganga ebisomooza.

Ye Distulikiti kaadi atwala ebbendobendo lya  Mukono Shekieh Shazir Lumala yasabye omukulembeze we Ggwanga okusonyiwa abamusobya nagamba nti ssinga akola ekyo,  ne Katonda ajja kumuwuliriza ajjewo embeera ye kirwadde ekikankanyizza Ensi yonna.

Ye omutesiteesi omukulu ow’okusaba kunno nga ye muyima w’omukago gwa basumba b’abalokole mu disitilikiti Omuli Mukono ,Kayunga, Buikwe sako ne Buvuma  Bishop Samuel Lwandasa yategezezza nga kino bwebakikoze okuyamba ku bakulembeze kubanga balina bingi bye bayitamu mu kiseera kino nasaba gavumenti okulowooza kukuggulawo amasizizo kubanga basobola okugoddera ebiragiro byonna ebyatekebwebwawo.

RDC Fred Bamwine saako ne ssentebe wa LCV Andrew Ssenyonga Luzindana baalabudde bannaMukono okubeera ku bweridde  eri kilwadde kya COVID 19 nti kubanga baakafunayo omulwadde omu  kyokka nga mu district ezibalinaanye omuli Buikwe, Kayunga ne Buvuma omuwendo gwongera okulinnya buli lukya.

Bamwine yagenze mu maaso nalabula abantu okukomya okulwanagana n’abakuuma ddembe nti kubanga batendekebwa kukwata mundu, nga bwe banabakuba amayinja oba emiggo ekijja okuddirira nabo kwerwanako babakube amasasi.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

News

President Museveni advocates for group-owned companies among artisans 

15th July 2025 at 22:59
News

President Museveni flags off reconstruction of Salaama-Munyonyo road, emphasizes accountable leadership and wealth creation 

15th July 2025 at 22:54
News

President Museveni rallies Kampala mechanics to actively embrace wealth creation efforts

15th July 2025 at 10:08
Next Post
Munnamawulire era Munnamateeka Justine Nameere ayagala ekifo ky'omubaka wa Bavubuka mu Buganda

Ndi mukyala Muganda nakabala: Justine Nameere ayagala okukiikirira abavubuka mu Buganda alaze obuzaale bwe

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1137 shares
    Share 455 Tweet 284
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    57 shares
    Share 23 Tweet 14
  • Who is Bosco Muwonge, Uganda’s elusive real estate billionaire?

    41 shares
    Share 16 Tweet 10
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2291 shares
    Share 916 Tweet 573
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    52 shares
    Share 21 Tweet 13
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

President Museveni advocates for group-owned companies among artisans 

15th July 2025 at 22:59
Mashable is a global, multi-platform media and entertainment company For more queries and news contact us on this Email: info@mashablepartners.com

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

President Museveni advocates for group-owned companies among artisans 

15th July 2025 at 22:59

President Museveni flags off reconstruction of Salaama-Munyonyo road, emphasizes accountable leadership and wealth creation 

15th July 2025 at 22:54

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda