• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Museveni atabukidde Ababaka ba Palimenti: Bwe mutegendereze ensimbi obukadde 20 mujja kukakibwa okuzizza

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
5 years ago
in Luganda, National, News
8 1
President Yoweri Museveni and Rebecca Kadaga

President Yoweri Museveni and Rebecca Kadaga

ShareTweetSendShare

PULEZIDENTI Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo natabukira ababaka ba Palimenti olw’okwewa omusimbi omuyitirivu nga e Ggwanga liri mu Buzibu bw’okulwanagana ne kirwadde kya Covid 19, nagamba nti kino kye baakola ssi kyabuntu naakamu.

Museveni agamba nti embeera y’obutalumirirwa Ggwanga ne bannaUganda  eri  mu babaka ba Palimenti  ssi ya buntubulamu, nti kubanga ne bwe balabba nga waliwo obuzibu obwetagisa ensimbi okuyamba abantu bbo bagulaba nga mukisa kuyisaawo byabwe, nagamba nti ekilungi ensimbi ezo obukadde 20 zikyaliko obukwakkulizo okuva mu kkooti nga mu mbeera eyo balina okuzegendereza ennyo okulaba nga tebagwa mu mutego gwazo.

Museveni yawadde Ababaka amagezi nti bwe baba baakubuuka mutego gwa nsimbi zino balina okuzanjulira abakulira abakozi ku zi Disitulikiti, n’obukiiko obwateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya Covid19 balambikibwe engeri gye bagenda okuzikozesaamu bwe kitaba ekyo bajja kukakibwa okuzizza, kubanga bwe baali bazifuna baagamba nti zigenda kuyambako mu kulwanyisa kirwadde kya covid mu bitundu byabwe.

Okwogera bino yabadde alambika e Ggwanga nga bwe liyimiridde ku kirwadde kya Covid ekyazingako ensi yonna nga ne Uganda mwogitwalidde, wali mu maka g’obwaPulezidenti e Nakasero ku lw’okubiri.

Kinajjukirwa nti ensimbi obukadde obuwumbi 10 Ababaka ze beegabira era nga  zezivuddeko akabasa zaakekejjulwa ku mutemwa ogw’obuwumbi 105 ogw’enyongereza ogw’asabibwa Minisitule ye by’obulamu okusobola okulwanyisa ekirwadde okwetoloola e Ggwanga.

Wabula ensonga eno bwe yaletebwa mu lukiiko lwe Ggwanga olukulu Ababaka baasalawo nabo okwegabirako obukadde 20 buli omu nga bagamba nti baalina obwetaavu mu bitundu gye bakiikirira omuli okwongera okusomesa abantu baabwe ebikwata ku kirwadde kya Covid saako n’okuteeka amafuta mu mmotoka zaabwe ezitambuza abalwadde ekintu abantu abasinga kye baawakanya ennyo.

Wano Ababaka abamu nabo baagenda mu maaso ne bakiwakanya omuli omubaka wa Munisipaari ye Ntungamo Gerald Karuhanga yagenda mu kkooti nga awakanya babaka banne okufuna ensimbi zino, era kkooti neesalawo okuyimiriza enkola yonna eyali eyitiddwamu okuteeka ensimbi zino ku akawunti za babaka.

Wabula yadde nga ekiragiro kya kkooti kyaliwo, Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga  n’ababaka kino bakiziimula, era ne bagenda mu maaso ne bajja ensimbi okuva mu ma Bbanka  ne bazikozesa ebyabwe yadde nga baali bayimiriziddwa kkooti.

Omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu naye yakomyawo ensimbi obukadde 20 nga ataddeko ne kiwandiiko ekyali kigamba nti yali ssi wakuzikozesa kubanga tezayita mu mateeka, ekintu ekyatabula Sipiika Kadaga naalagira akakiiko ka palimenti akakwasisa empisa okukangavvula Kyagulanyi nga agamba nti yayisa olugaayu mu Palimenti

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

National

20-year-old Woman Arrested After Dr’ Spire’s Death at Kajjansi Lodge

2nd July 2025 at 22:19
News

Uganda Woos UAE Investors with Vast Opportunities in Agriculture and Tourism

1st July 2025 at 20:07
News

Born To Cry: The Tragic Reality of Birth Asphyxia In Uganda As Government Launches My Baby’s Cry Campaign

1st July 2025 at 19:46
Next Post
President Yoweri Museveni

Museveni attacks Police for arresting Zaake for distributing Covid-19 food and leaving NRM members who are illegally doing the same

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1106 shares
    Share 442 Tweet 277
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2285 shares
    Share 914 Tweet 571
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    41 shares
    Share 16 Tweet 10
  • LIST : Gov’t releases Revised Salary Structure for Teachers, Police, and Prisons Staff for FY 2024/2025

    118 shares
    Share 47 Tweet 30
  • LATEST LIST: New salary structure for all Ugandan civil servants starting July 2021

    1152 shares
    Share 461 Tweet 288
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

John Bosco Muwonge: The Man Powering Kampala’s Economic Heart Beat

3rd July 2025 at 21:40
Ms Irene Naikaali Ssentongo,Country Director, 
The Hunger Project – Uganda

OP-ED: Epicenters of progress, accelerating the Parish Development Model

3rd July 2025 at 20:10

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

John Bosco Muwonge: The Man Powering Kampala’s Economic Heart Beat

3rd July 2025 at 21:40
Ms Irene Naikaali Ssentongo,Country Director, 
The Hunger Project – Uganda

OP-ED: Epicenters of progress, accelerating the Parish Development Model

3rd July 2025 at 20:10

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda