• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Olukiiko olw’alondebwa Pulezidenti Museveni okumuyambako mu Mukono eyawamu lutandise emirimu

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
6 years ago
in Luganda, National, News
11 1
ShareTweetSendShare

ABAKULEMBEZE b’olukiiko olw’alondebwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okumuyambako okukola emirimu  mu bantu be mu Mukono eyawamu lutandise okukakkalabya.

Gye buvuddeko nga ayita mu buyinza obumuweebwa mu Ssemateeka we kibiina ekiri mu buyinza ekya NRM  Pulezidenti Museveni era nga ye Ssentebe waakyo, yasalawo okufunayo ekibinja ekigenda okwongera okumukwasizaako emirimu mu bantu be abawansi saako n’okubakunga okwenyigira mu ntekateeka za Gavumenti omuli ne ya Operation Wealth Creation.

Aba Mukono eyawamu nga muno mulimu Disitulikiti 4 okuli Mukono, Kayunga, Buikwe ne Buvuma bbo basazeewo okutandika okukola emirimu, era nga bagenda kutandikira ku kusomesa abantu engeri gye bagenda okwekulakulanyamu nga bayita mu by’obulimi, obulunzi, obusuubuzi, obuvubi ne mirimu emilala nga bayambibwako Gavumenti.

Patrick Mubiru nga ono ye yalondebwa Pulezidenti okukulembera olukiiko olugatta Disitulikiti 4 ezimanyiddwanga Greater Mukono, bwe yabadde asisinkanye abakulembeze abalondebwa gye buvuddeko ababadde mu lukiiko olwatudde ku Ttendekero lya Baroma School of Beauty  elisangibwa ku kibuga kye mukono ku lw’okutaano,  yakinoganyizza nti, bagenda kutandikirawo okukola omulimu gw’okusomesa abantu ku bikwata ku kibiina kya NRM, Gavumenti byekoledde abantu, saako n’okulondoola ebyo ebikyagaanye okutuukirira okusobola okuyamba Ssentebe we kibiina okubigonjoola.

Yagambye nti bagenda kutandika okusisinkana ebibiina ne bitongole eby’enjawulo naddala ebyo ebilina kye bitandise okukola ekiyinza okwongera ku nfuna yabwe, babanyonyole wa we balemereddwamu olwo balyoke balabe engeri Gavumenti gyeyongera okubakwasizaako.

Yanyonyodde nti essira bagenda kulissa nnyo ku bavubuka abalina kye bakola okugeza nga bamakanika be emmotoka, Abakanika zi Pikipiki, abawala abakola enviiri ne by’okwewunda saako naabo ab’enyigidde mu by’obulimi n’obulunzi, okusobola okukendeeza ku bbula lye mirimu mu bavubuka.

Abakulembeze ba Disitulikiti ye Mukono abakulemberwa Ssentebe Esther Nakyazze Baroma ow’okubiri ku ddyo.

Ye Minisita Ronald Kibuule era nga ye Mubaka wa mambuka ga Mukono mu kwogerakwe yasabye abalondeddwa okukola omulimu ogw’abakwasiddwa n’obwegendereza era nga tebalina gwe batiririra kubanga omukulembeze we Ggwanga ye yabalonze nabawuliza ku buyinza bwe bamuyambeko okutuukiriza emirimu gy’alina okukolera abantu baakulembera.

Yabasabye okwewala enjawukana mu by’obufuzi ze yayogeddeko nga eziyinza okubalemesa okutuukiriza ebigendererwa bye yabatumye era nabasaba okutambulira ku nnyingo 4 ekibiina kya NRM kwe kitambulira, okuli Mwoyo gwa Ggwanga, Mwoyo gwa Africa eyawamu, Eddembe mu kwesalirawo saako n’okukyusa eby’enfuna bye ggwanga.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet2SendShare

Related Posts

Hon. Minister Babirye Milly Babalanda.
News

Thousands Join Minister Babalanda On Her Thanksgiving Ceremony at Iringa Township

5th September 2025 at 00:54
Politics

Hassan Lwabayi Mudiba Petitions NRM Electoral Commission Over Irregular Workers’ League Elections

4th September 2025 at 23:57
News

NARO and Japan’s Ac-Planta Inc. Sign MoU to Boost Agricultural Innovation and Climate Resilience

4th September 2025 at 21:32
Next Post

OP-ED: Arrested for praying to God; my candid conversation with a Police Officer

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    316 shares
    Share 126 Tweet 79
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    214 shares
    Share 86 Tweet 54
  • Has Sudhir named ‘RR Pearl Tower One’ As A Landmark Memorial to Rajiv Ruparelia?

    82 shares
    Share 33 Tweet 21
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1239 shares
    Share 496 Tweet 310
  • Uganda’s SGR National Content Meeting at Speke Resort Set to Boost Local Participation in Euro2.7bn Railway Project

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Hon. Minister Babirye Milly Babalanda.

Thousands Join Minister Babalanda On Her Thanksgiving Ceremony at Iringa Township

5th September 2025 at 00:54

Hassan Lwabayi Mudiba Petitions NRM Electoral Commission Over Irregular Workers’ League Elections

4th September 2025 at 23:57

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0
Hon. Minister Babirye Milly Babalanda.

Thousands Join Minister Babalanda On Her Thanksgiving Ceremony at Iringa Township

5th September 2025 at 00:54

Hassan Lwabayi Mudiba Petitions NRM Electoral Commission Over Irregular Workers’ League Elections

4th September 2025 at 23:57

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda