• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
Sunday, August 14, 2022
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Africa News
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
    • Travel
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • People
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • Video
  • Donate
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Eyali musajja wa Kayihura ow’okulusegere aleteddwa mu kkooti y’amaggye oluvanyuma lw’emyaka 4

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1st March 2022 at 13:18
in Luganda, National, News
76 5
0
Eyali musajja wa Kayihura ow’okulusegere aleteddwa mu kkooti y’amaggye oluvanyuma lw’emyaka 4

Nickson Agasirwe ku kkono nga aleteddwa mu kkooti ya maggye e Makindye

40
SHARES
2k
VIEWS
ShareTweetSendShare

NICKSON Agasirwe eyali musajja w’eyaliko Ssabapoliisi we Ggwanga Gen. Kale Kayihura kyadaaki aleteddwa mu kkooti y’amaggye etuula e Makindye oluvanyuma lw’emyaka 4 nga ali mu nkomyo.

Agasirwe ono ye yali akulira ebikwekweto mu poliisi ye Ggwanga avunanibwa emisango okuli ogw’okulemererwa okukuuma eby’okulwanyisa ebikozesebwa mu ntalo, okuyambako saako abawamba abantu saako n’okwenyigira ye kenyini mu kuwamba abantu saako n’okubeera ne  by’okulwanyisa mu ngeri emenya amateeka.

Okuletebwa kidiridde okusaba okwatekebwayo bannamateeka be eri akulira kkooti ya maggye Gen. Andrew Gutti, nga bagamba nti omuntu wabwe ono atawanyizibwa ekirwadde kya Pulesa nga mu kiseera kino yetaaga okufuna obujjanjabi obwenjawulo ebweru we kkomera.

Ono yakwatibwa mu mwaka gwa 2018 ne yali mukamaawe Gen. Edward Kale Kayihura, Joel Aguma, Abel Kitagenda nabalala abakyali mu kkomera lya maggye e Makindye.

Mu kiseera kino Gen. Gutti yalindiridwa okusalawo oba ateebwa oba addizibwa mu kkomera ….


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Tags: Court MatialGen. Kale KayihuraNickson Agasirwe
Previous Post

UPDF operation in DRC: over 6,000 Congolese nationals cross to Uganda after rebel attacks

Next Post

The Inside story of UETCL, a public power company managed by friends and relatives

Next Post
The Inside story of UETCL, a public power company managed by friends and relatives

The Inside story of UETCL, a public power company managed by friends and relatives

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow Us on Twitter

Tweets by watchdogug

Follow Us on Facebook

  • About
  • Advertise
  • Donate
  • Contact

© 2021 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • News
  • Business
  • Op-Ed
  • Entertainment
  • Travel
  • Special Report
  • Video
  • Luganda

© 2021 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....