• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Okusigaza eby’obugagga byamwe omuli Ente ne ttaka mu Acholi mulina okulwana okukyusa Gavumenti, Kabuleta

Yasabye Abacholi okufuba ennyo okulaba nga beyambula Gavumenti eri mu buyinza bwe baba nga ddala baagala okufuna mu by’obugagga ebili mu kitundu kyabwe.

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
3 years ago
in Luganda, National, News, Politics
1 0
ShareTweetSendShare

MUNNA kisinde kya The National Economic Empowerment Dialogue (NEED) Joseph Kabuleta alabudde Abacholi okukomya okutiririra Gavumenti eri mu buyinza, nagamba nti bwe baba baagala okukomya obubbi bwe nte zaabwe saako n’okunyagibwako ettaka balina okulwana bwezizingirire okwetasaako Gavumenti ya NRM.

Ono agamba nti Abacholi balina era n’okwegendereza abantu abamanyiddwa nga Abalaaro ababasenga gye buvuddeko be yayogeddeko nti bano berimbika mu kulunda ente kyokka nga ekigendererwa kyabwe ekituufu baagala kunyaga mafuta agali mu kitundu kino.

“Mukimanye nti gye buvuddeko ekintundu kyammwe kino kyazuulibwamu amafuta ekitongole kya  French oil and gas company- Total SA, era nga ssawa yonna gagenda kusimibwa, wabula mulina okumanya nti gano amafuta nammwe gabakwatako kubanga kino ekitundu kyammwe mulina okufuna kyenkanyi ku by’obugagga ebikilimu n’olwekyo temulina kwebaka” Kabuleta bwe yagambye.

Okwogera bino yabadde asisinkanye abakulembeze mu kitundu kya Acholi  omuli zi Disitulikiti 7 Agago, Amuru, Gulu, Kitgum, Lamwo, Pader ne Omoro ku Monday mu kawefube gwalimu agendereddwamu okuzzaamu abakulembeze amaanyi saako naabo abawangulwa mu kalulu.

Yagambye nti abantu abayitibwa Abalaaro baagala nnyo okwesenza mu bitundu omuli eby’obugagga naddala amafuta, nti era bagenda mu maaso ne bafuna ettaka ku busente obutono ennyo, naye nga  ekigendererwa kuba kwekomya byabugagga ebyo ne bitayamba baana nzaalwa za mu kitundu.

“Wano mwakiraba ewaffe mu Bunyoro mu kiseera ekitono ennyo Abalaaro baali baamaze dda okutuzindea kasita bawulira nti waali wazuuliddwayo amafuna, bano bajja ne mmundu ne sente ne batandika okugula ettaka era nga mu ngeri yeemu ne wammwe wano bwe bakoze kale mulina okwegendereza” Kabuleta bwe yagambye.

Yasabye Abacholi okufuba ennyo okulaba nga beyambula Gavumenti eri mu buyinza bwe baba nga ddala baagala okufuna mu by’obugagga ebili mu kitundu kyabwe.

Era yatadde Gavumenti ku nninga eveeyo etandike okuwa abantu ba Acholi ebyapa ku ttaka lyabwe kubanga kino kye kimu ku bilaga obwannanyini obwenkomeredde ku ttaka, nga bwe kitaba ekyo Abacholi tebagenda kufuna nkulakulana byonna bigenda kutwalibwa Balaaro Amafuta ne ttaka.

Mu lukungaana luno abatuuze baakabidde Kabuleta amaziga nga bamulaga butya Abajaasi abaamanyi bwe beenyigidde mu kuyambako babanyagako ente zaabwe.

“Tulina abajaasi mu disitulikiti okuli Kabong ne Kotido nga bano bakola kinene okuyambako ababbi be Nte okutubbako ebisolo byaffe, kino tetumanyi bwe tuanakikola kubanga jetwandiddukidde ate bebayamba ababbi” Aabatuuze bwe baategezezza Kabuleta


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

Capt. Mike Mukula
News

Flying High As Unstoppable Mukula’s Meteoric Rise Continues To Inspire A Generation For Peace, Stability and Prosperity In Eastern Uganda

7th July 2025 at 09:38
Baker Kasadakawo the Iganga District Education Officer.
News

The Bitter Taste of Poverty, From Sugar Cane Fields To Sugarless Tables: Busoga Sugar Cane Farmers Can Not Afford Sugar for Their Children

7th July 2025 at 09:31
Community News

Ann Ssebunya: Uganda’s Radio Personality and Mental Health Advocate Transforming Lives Through the Drugs Hapana Initiative

6th July 2025 at 23:58
Next Post

African Development Bank Group chief pays homage to the late President John Magufuli

  • Prostitution in Uganda- Courtesy Photo

    10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1115 shares
    Share 446 Tweet 279
  • Silent Billionaire Bosco Muwonge Buys Mukwano Arcade at UGX 250 Billion Cash Down

    42 shares
    Share 17 Tweet 11
  • LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

    2287 shares
    Share 915 Tweet 572
  • Uganda’s Billionaires 2025: Once Again Sudhir Ruparelia Leads a Resilient Pack

    45 shares
    Share 18 Tweet 11
  • Who is Bosco Muwonge, Uganda’s elusive real estate billionaire?

    24 shares
    Share 10 Tweet 6
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Capt. Mike Mukula

Flying High As Unstoppable Mukula’s Meteoric Rise Continues To Inspire A Generation For Peace, Stability and Prosperity In Eastern Uganda

7th July 2025 at 09:38
Baker Kasadakawo the Iganga District Education Officer.

The Bitter Taste of Poverty, From Sugar Cane Fields To Sugarless Tables: Busoga Sugar Cane Farmers Can Not Afford Sugar for Their Children

7th July 2025 at 09:31

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is set to speak at business forum in United Kingdom

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0
Capt. Mike Mukula

Flying High As Unstoppable Mukula’s Meteoric Rise Continues To Inspire A Generation For Peace, Stability and Prosperity In Eastern Uganda

7th July 2025 at 09:38
Baker Kasadakawo the Iganga District Education Officer.

The Bitter Taste of Poverty, From Sugar Cane Fields To Sugarless Tables: Busoga Sugar Cane Farmers Can Not Afford Sugar for Their Children

7th July 2025 at 09:31

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda