• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Tetugenda kukkiriza muyizi ali lubuto mu massomero ga kkanisa, Omulabirizi Ssebaggala ebya Gavumenti abigaanye

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Education, Luganda, News
2 0
Omulabirizi w'obulabirizi bwe Mukono James William Ssebaggala,, ekifananyi kya URN

Omulabirizi w'obulabirizi bwe Mukono James William Ssebaggala,, ekifananyi kya URN

ShareTweetSendShare

OMULABIRIZI w’obulabirizi bwe Mukono Kitaffe mu Katonda James William Ssebaggala ebya Gavumenti okukkiriza abayizi abali embuto okudda mu massomero abigaanye mu massomero ge Kkanisa, agamba nti bamale kuzaala balyoke bakomewo nga abayizi sso ssi ng’abazadde.

Omulabirizi agamba nti kino akikoze mu bulabirizi obw’eMukono bwokka bwatwala, Oluvanyuma lw’okwefuumitiriza wamu n’olukiiko olutwala obulabirizi ne basalawo nti abaana abali embuto bonna basooke bazaale olwo badde ku massomero nga bwe kyalambikibwa Gavumenti.

Okwogera bino abadde asisinkanye bannamawulire  mu offiisi ye ku mande, nga wano wasinzidde nategeeza nti bakilabye nga abayizi bano tebagenda kwetaaya bulungi ku massomero, nga batya okuyeyezebwa banaabwe, bayizi banaabwe okubalaba nga abantu abakulu, okutawanyizibwa obubonero bwa bakyala abali embuto omuli n’okusesema, okulwala lwala buli kadde ekiyinza okubaviirako okuyisibwa obubi nga bali ku massomero ne bilala.

Ono agamba nti tebanyomodde kiragiro kya Pulezidenti, kubanga nabo baagala abaana abo basome saako n’okufuna obulamu obweyagaza mu maaso nti kyokka bakilabye nga kijja kuba kizibu nnyo eri abayizi abo n’amassomero g’obukulisitaayo kwe kusalawo abaana abo basooke bamale okuzaala abaana babwe bakomewo basome tewali buzibu.

“Twagala abaana bano bwe bamala okuzaala basooke babulirirwe okusobola okukakkanya ebirowoozo byabwe, era  tutaddewo ekitongole ekigenda okukola omulimu guno nga tebanadda mu bibiina kusomesebwa” Omulabirizi Ssebaggala bwagambye.

Ayongeddeko nti anakuwalira wamu n’abaana bano abakabasanyizibwa abasajja abatalina kisa eri abaana abato, nagamba nti nga ekkanisa bakivumirira.

Ekiragiro kino mu kiseera kino kimaze okutuuka mu buli ssomero ly’obulabirizi bwe Mukono, era abakulira amassomero gano basabiddwa okussa mu nkola okusalawo kw’olukiiko olw’okuntikko olw’obulabirizi.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

News

Hudu Hussein’s MP Bid Gathers Steam as Clan Leaders Endorse EX RDC Sole Candidate 

17th September 2025 at 00:19
News

Dr. Musoke Kisanja awarded global medal in UK 

16th September 2025 at 10:32
News

40 RDCs flagged-off for entrepreneurship training in India

16th September 2025 at 07:16
Next Post
Health Minister Dr Jane Ruth Aceng and Health Ministry PS Dr Diana Atwine

Dr. Aceng : Dr. Atwine, a smashing ratio of leaders sailing Uganda throughout the coronavirus pandemic

  • Kampala’s Nakivubo Channel Set for Transformation Under HAM Enterprises’ Visionary Project

    334 shares
    Share 134 Tweet 84
  • Haruna Towers the 16-floor masterpiece rising at Wilson Road to Transform Kampala’s Skyline forever

    241 shares
    Share 92 Tweet 57
  • Is Tycoon Sudhir Turning Crane Bank Properties into Supermarket Chain?

    219 shares
    Share 88 Tweet 55
  • Ham-Haruna: Two Brothers Unrelentingly Pushing Uganda Beyond Known Limits

    100 shares
    Share 40 Tweet 25
  • ### Sudhir Ruparelia Unveils One-10 Apartments: A New Era of Luxury Living in Kampala’s Heart

    92 shares
    Share 37 Tweet 23
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Hudu Hussein’s MP Bid Gathers Steam as Clan Leaders Endorse EX RDC Sole Candidate 

17th September 2025 at 00:19

Dr. Musoke Kisanja awarded global medal in UK 

16th September 2025 at 10:32

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Pregnant woman

Shock as 17-year old boy impregnates his two sisters during Covid-19 lockdown 

17th June 2020 at 08:17
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

Hudu Hussein’s MP Bid Gathers Steam as Clan Leaders Endorse EX RDC Sole Candidate 

17th September 2025 at 00:19

Dr. Musoke Kisanja awarded global medal in UK 

16th September 2025 at 10:32

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda