• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Minisita Ogwang ayongedde okutaama, akutte abakozi ba Gavumenti 6 e Bugiri, basuze mu kkomera

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News
10 0
Minisita Peter Ogwang wakati n'omubaka wa Munisipaari ye Bugiri Asuman Basalirwa nga balambula emirimu egikolebwa mu kitundu

Minisita Peter Ogwang wakati n'omubaka wa Munisipaari ye Bugiri Asuman Basalirwa nga balambula emirimu egikolebwa mu kitundu

ShareTweetSendShare

MINISITA avunanyizibwa ku kulondoola eby’enfuna bye Ggwanga Peter Ogwanga ayongedde okutaama bwasazeewo okukwata abakozi ba Gavumenti 6 era ne baggalirwa mu Disitulikiti ye Bugiri nga entabwe eva ku kuba nti bano baakola emirimu mu ngeri ya gadibe ngalye mu nsimbi empitirivu ezawebwayo Gavumenti.

Abakwatiddwa kuliko abakulira eby’ensimbi mu Disitulikiti saako n’abakola kukuzimba ebizimbe ebiteekebwamu ensimbi Gavumenti eyawakati.

Bano okukwatibwa kiddiridde Minisita ogwanga okulambula ebizimbe eby’enjawulo okuli amalwaliro saako n’amassomero bye yasanze nga biri mu mbeera mbi nnyo kyokka nga Gavumenti yawereza ensimbi bukadde n’abukadde okubizimba.

Bino byabaddemu enjatika saako n’okuba nga omusennyu guyiika buyiisi ekilaga nga byazimbibwa mu mbeera ey’okukekkereza ebizimbisibwa abakulu basobole okufissa ensimbi ennyingi, Ogwanga kye yagambye nti tajja kukikkiriza.

Yalagidde abaali mu kuteekateeka emirimu gino bonna bakwatibwe era ne balondobamu abakozi ba Gavumenti 6 ne balinyisibwa Kabangali ya Poliisi wakati mu kukayana.

Ono era yalagidde akulira Poliisi ye Bugiri okukwata omusilikale we eyabadde agezaako okulabula omu ku bakozi ba Gavumenti adduke nga Minisita tanatuuka kyokka naye nakwatibwa nagattibwa ku bakozi ba Gavumenti abakwatiddwa.

Bano bagenda kuggulwako emisango gy’okukozesa obubi ensimbi za Gavumenti.

Ogwanga yagambye nti tagenda kussa mukono yadde okuttira ku muntu yenna ku riiso naddala nga yabulankanya ensimbi y’omuwi w’omusolo, nagamba nti kawefube gwe yatandika alina okuggwa nga waliwo ekikyusiddwa mu ntambula  ye mirimu gya Gavumenti.

Minisita Ogwang ennaku zino atambula okwetoloola e Ggwanga lyonna nga alambula emirimu egyateekebwamu ensimbi Gavumenti eyawakati okulaba engeri gye gy’atambulamu okuli enguudo, amassomero, amalwaliro, ebizimbe okuli ebya zi Disitulikiti n’amagombolola.

Ono era ennaku zino abatuuze mu bitundu eby’enjawulo batandise okumusaba atuukeko mu ma Disitulikiti gaabwe asobole okugogola obubbi obuliyo.

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share2Tweet1SendShare

Related Posts

National

Mbale City North MP hopeful Paul Wanyoto Mugoya Vows to Prioritize Community Over Party in Fiery Campaign Speech

23rd October 2025 at 23:12
News

President Museveni rallies Kitgum to continue supporting NRM to consolidate peace, development, wealth creation and education 

23rd October 2025 at 20:08
News

Pader: President Museveni reaffirms free education, peace and wealth creation as cornerstones of Uganda’s progress 

23rd October 2025 at 20:03
Next Post
Angella Katatumba

Controversial Singer Angella Katatumba Reveals Secret Why Men Still Crave For Her Although She Did Not 'Pull' 

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3208 shares
    Share 1283 Tweet 802
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    39 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    34 shares
    Share 14 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1297 shares
    Share 519 Tweet 324
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    32 shares
    Share 13 Tweet 8
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Christmas Cheer at Speke Resort Munyonyo: Food, Music, and Memories

Speke Resort Munyonyo Unveils 2025 Festive Season Programme

24th October 2025 at 00:22

Mbale City North MP hopeful Paul Wanyoto Mugoya Vows to Prioritize Community Over Party in Fiery Campaign Speech

23rd October 2025 at 23:12

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0
Christmas Cheer at Speke Resort Munyonyo: Food, Music, and Memories

Speke Resort Munyonyo Unveils 2025 Festive Season Programme

24th October 2025 at 00:22

Mbale City North MP hopeful Paul Wanyoto Mugoya Vows to Prioritize Community Over Party in Fiery Campaign Speech

23rd October 2025 at 23:12

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda