• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Empapula z’obuyigirize nzirina naye sijja kuzibalaga, Segiriinya ayanukudde ku nsonga z’obuyigirize bwe

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 weeks ago
in Education, Luganda, National, News, Politics
21 2
Empapula z’obuyigirize nzirina naye sijja kuzibalaga, Segiriinya ayanukudde ku nsonga z’obuyigirize bwe

Omubaka omulonde owa Kawempe North Segiriinya Muhammad

ShareTweetSendShare

OMUBAKA omulonde owa Kawempe North Mohammad Segiriinya kyadaaki ayanukudde ku bigambibwa nti teyasoma era akolera mu mpapula ez’obuyigirize ezitali zize.

Ono agamba nti empapula ezize entuufu azirina nti kyokka tagenda kuzilaga muntu yenna okujjako nga ekiseera ekituufu kituuse era nga n’omusango gwengedde.

Okusinziira ku katambi ke yatadde ku mukutu gwe ogwa Twitter yategezezza nti kano kandiba akatego abatamwagaliza ke baagala okumutega akagwemu, mbu abalage ebiwandiiko bye ebituufu kyagamba nti tagenda kukikola mu kiseera kino.

“Ndi mugezi nnyo siyinza kwemalamu kati nabiwandiiko ebyange bye mmanyi nti bituufu, wabula ngenda kulinda abo abagamba nti sibilina baleete obujulizi awo nange ndyoke nzijeyo ebyange twabike bulungi mu kkooti” Segiriinya bwe yagambye.

Yategezezza nti abatamwagaliza kifo kye Kawempe North baagala ajjeyo empapula ze entuufu olwo balyoke bazimbire okwo ebyabwe era bamusuule mu katego kaabwe kaamanyi obulungi,  nagamba nti bano bakoze ebintu bingi okumusuula naye tabatidde bagende mu maaso kubanga bamulemwa dda.

Ekitongole kye bigezo mu Ggwanga nga 17 omwezi guno kyawandiika nga kigamba nti e nnamba U005/054(2017 eyabawerezebwa okuzuula ani nnyiniyo baakizuula nti ya muwala Nampiima Sarah eyali asomera mu ssomero lya Mengo SS sso ssi Segiriinya Richard eyatuulira ebigezo ku ssomero lya Pimbas Secondary School.

Bino byonna byazuulibwa Peter Anywar eyawandiiika ku lwa Senkulu we kitongole kye Bigezo Dan Odong.

Sulaiman Serwadda Kidandala gye buvuddeko yawalala Segiriinya namutwala mu kkooti nga agamba nti ebimu ku biwandiiko by’obuyigirize bye yakozesa okwesimbawo si bibye.

 

 

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

For marriage, family, love, job/promotion. Goodluck in your business/lottery, court cases, diseases and other Spells kindly call Kiwanga Doctors on +254 769404965 or CLICK HERE

Share4Tweet3SendShare
Previous Post

Chief Justice Owiny-Dollo did not confiscate Justice Kisakye’s ruling file-Judiciary speaks out

Next Post

Who is Owiny-Dollo, the Chief Justice accused of confiscating colleague’s ruling file in Bobi Wine case?

Next Post
Mbale: Court of Appeal to clear 40 Criminal Cases in Scientific Session 

Who is Owiny-Dollo, the Chief Justice accused of confiscating colleague's ruling file in Bobi Wine case?

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In