• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Mulondoole bulungi ensimbi z’abavubuka ez’okwekulakulanya baleme okuzirya

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
2 years ago
in Luganda, National, News
5 0
Mulondoole bulungi ensimbi z’abavubuka ez’okwekulakulanya baleme okuzirya

Entegeka ya Pulezidenti ey'okuggya abavubuka mu bwaavu emanyiddwa nga youth livelihood programme eyongeddwaayo emyaaka emirala etaano kisobozese abavubuka okwenyigira mu kukendeeza obungi bw'ebgulwa ebunaayira, n'okwongera ebitundwa ebweeru. Enkola eno yaggibwaako akawuuwo mu 2014 nga yali ya kumala emyaaka etaano, era ebadde eggwaako mu guno, okutuusa kabineti ne palimenti bwe baagyongedde ebbanga eddala. Bino byaatuddwa omuwandiisi ow'enkalakkalira mu ministule y'ekikula ky'abantu Pius Bigiriman bwe yabadde awaayo pikipiki 65 ne kompyuta eri ba ssentebe b'abavubuka mu musupaali zonna, ba ssentebe b'abavubuka mu distulikiti ezakjatondebwaawo, abakulira enkola ya YLP n'ey'abakyaala eya UWEP mu distulikiti eziwerako nga kwe kuli ne KCCA. Ng'abakwaasa pikipiki zino ne kompyuta wali ku Kireka Rehabilitation Centre, Bigirimana yasiimye kkampuni ya Simba Automotive olw'okuba ensaale mu kukolera kuno pikipiki, n'agamba nti bakoze kinene mu kwaanukula omulanga gwa Pulezidenti ogwa Bannayuganda okugula ebikolerwa kuno. Ate sentebe w'olukiiko lw'abavubuka olw'eggwanga Muky. Lilian Aber yakubirizza abafunye pikipiki zino okuzikozesa okwaagazisa abavubuka okusasula amangu amabanja mu ntegeka eno, kisobozese n'abalala bangi okuganyulwa mu kaweefube w'okweggya mu bwaavu. Ssenkaggale wa Simba Automotive Paresh Shukra yalaze essanyu okuba nti kkampuni yaabwe y'esoose okukolera kuno pikipiki, mu ngeri eyo ne baba abasaale mu kwaanukula omulanga gwa Pulezidenti ogw'okutumbula amakolera ga kuno. "Lino kkubo kkulu nnyo mu kutumbula Pulezidenti ky'atusaba nga Bannayuganda okugula ebikolerwa kuno", Shukra bwe yagambye.

Share on FacebookShare on Twitter
ENTEKATEEKA ya Pulezidenti ey’okuggya abavubuka mu bwaavu emanyiddwa nga youth livelihood programme eyongeddwaayo emyaaka emirala etaano kisobozese abavubuka okutondawo emirimu saako n’okukendeeza ku muwendo gwabo abagenda ebweru we ggwanga nga banoonya emirimu.
Enkola eno eyatandika mu mwaka gwa 2014 nga yali ya kumala emyaaka etaano, era ebadde eggwaako mu guno, okutuusa olukiiko lwa ba Minisita ne palimenti bwe baagyongedde ebbanga eddala.
Bino byaatuddwa omuwandiisi ow’enkalakkalira mu ministule y’ekikula ky’abantu Pius Bigiriman bwe yabadde awaayo pikipiki 65 ne kompyuta eri ba ssentebe b’abavubuka mu musupaali zonna, ba ssentebe b’abavubuka mu distulikiti ez’akatondebwaawo, abakulira enkola ya YLP n’ey’abakyaala eya UWEP mu distulikiti eziwerako nga kwe kuli ne KCCA.
Ng’abakwaasa pikipiki zino ne kompyuta wali ku Kireka Rehabilitation Centre, Bigirimana yasiimye kkampuni ya Simba Automotive olw’okuba ensaale mu kukolera kuno pikipiki, n’agamba nti bakoze kinene mu kwanukula omulanga gwa Pulezidenti ogwa Bannayuganda okugula ebikolerwa kuno.
Ate sentebe w’olukiiko lw’abavubuka olw’eggwanga Muky. Lilian Aber yakubirizza abafunye pikipiki zino okuzikozesa okwagazisa abavubuka okusasula amangu amabanja mu ntegeka eno, kisobozese n’abalala bangi okuganyulwa mu kaweefube w’okweggya mu bwaavu.
Ssenkaggale wa Simba Automotive Paresh Shukra yalaze essanyu okuba nti kkampuni yaabwe y’esoose okukolera kuno pikipiki, mu ngeri eyo ne baba abasaale mu kwaanukula omulanga gwa Pulezidenti ogw’okutumbula amakolera ga kuno.
“Lino kkubo kkulu nnyo mu kutumbula Pulezidenti ky’atusaba nga Bannayuganda okugula ebikolerwa kuno”, Shukra bwe yagambye.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

Share1Tweet1Send
Previous Post

Uganda Tourism Board to classify tourism facilities in the country

Next Post

No serious person should buy New Vision – Gashumba on doctored Museveni picture 

Next Post
Museveni in Bunyoro

No serious person should buy New Vision – Gashumba on doctored Museveni picture 

Subscribe to Our Newsletter

Our news in your inbox. Subscribe to receive Watchdog Uganda news in your email at no cost.

Check your inbox or spam folder to confirm your subscription.

Facebook Twitter

Contact Information

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

© 2020 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
  • Sports
    • Football
    • Motorsport
  • Special Report
    • Education
    • People
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2020 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Create New Account!

Fill the forms below to register

All fields are required. Log In

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In