• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Uganda ekwata ekifo kya kumwanjo mu baana abakonziba, Keefa Sempangi

Watchdog Uganda by Watchdog Uganda
7 years ago
in Lifestyle, Luganda, News
3 0

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 70

Warning: Trying to access array offset on value of type bool in /home/90/81/2028190/web/wp-content/themes/jnews/class/Image/ImageNormalLoad.php on line 73
ShareTweetSendShare

 

Bya Moses Kizito Buule

KAKENSA mu nsonga z’abaana  Rev. Dr. Keefa Sempangi alaze obwennyamivu olw’emisinde abaana b’eggwanga gye bakoozimbamu, era ensonga eno n’agissa ku bazadde abagayaaliridde engeri ezaakozesebwanga okuyimusa obwongo bw’abaana abato.

Agambye nti mu mawanga g’olukalu lw’Afrika, abaana ebitundu 38 ku buli kikumi mu Uganda bakozimba, nga Burundi ly’eggwanga eriri mu kifo ekisooka.

Sempangi yabadde aggulawo olukungaana lwa bannakibiina abegattira mu mukago ogumanyiddwa nga Business Friends Africa, nga gugatta abasuubuzi, abakugu, n’abeebuuzibwaako ensonga, nga balina ekigendererwa eky’okutema empenda ez’okugatta Bannayuganda mu biti byonna okubaako bye bakola olw’okutumbula eggwanga.

Ejkibiina kyaabwe kirina ekigendererwa eky’okuyita mu kuwa abaana b’eggwanga okuyigirizibwa okw’omutindo, okulwaanyisa ekibba ttaka, okulaba nti obutonde tebutyoobolwa, wamu n’okwogera ne gavumenti okutuukiriza bino.

Kituula buli mweezi e Makerere mu yunivasite okulaba we batuuse mu mulimu gwaabwe, era omulimu gukulembeddwaamu akulira omukago gwaabwe Dr. Dan David Mayanja.

Sempangi yakiikidde aba minsane ensingo olw’okuvumirira ebintu ng’endege ezaasibwanga ku magulu n’emikono gy’abaana okubasikiriza okutambula bo ne babiyita ebya sitaani, sso nga abazungu nabo babissa mu bibaya by’abaana baabwe olw’ekigendererwa ky’ekimu.

Yagambye nti eddoboozi eriva mu ndege ezo liyimusa obwongo bw’omwaana era nga tewali nsonga ndala yonna ezisibya ku baana, bw’atyo n’avumirira abazungu olw’okuvumirira ate bye bawagira mu beeru bannaabwe.

Sempangi  era yagambye nti okusikiza eby’obuwangwa bwa wano n’eby’abazungu kikotogedde emizannyo, engero n’ennyimba ebyaakozesebwanga  wano, bw’atyo obuwangwa bwaffe ne bufuukira ddala ekyenyiyalwa, n’awa amagezi nti tusaanye okuttukiza ebyaffe ebyoolekedde okusaanawo.

Mu kwogera ku buzibu obwoolekedde eddimu ly’okukuza abaana, Dr. Mayanja  yagambye nti ensangi zino waliwo ebizibu omuli okutyoobola eddembe ly’abaana, obuseegu, n’obutasobozesa  baana baffe kutuukana na mulembe, n’akubiriza buli muntu okwetikka obuvunaanyizibwa okukyuusa embeera eno.

Mu boogezi abalala mwaabaddemu Dr. Grace Nambatya Kyeyune akulira ekitongole ekinoonyereza ku ddagala ly’ekinnansi mu ministule y’eby’obulamu, eyaggumizza obukulu bkozesa eddagala eryaffe erya wano mu kujjanjaba endwadde nkumu.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
Share1Tweet1SendShare

Related Posts

News

State House Comptroller cautions skilling hub SACCO leaders against misappropriating funds 

19th October 2025 at 19:30
News

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03
News

‘Big Fish’ Katuntu Campaigns for Museveni, Gains Support from Speaker Among

19th October 2025 at 09:06
Next Post

MP Rwakimaari lauds former RDC for being a devoted servant

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3202 shares
    Share 1281 Tweet 801
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    37 shares
    Share 15 Tweet 9
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1292 shares
    Share 517 Tweet 323
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    31 shares
    Share 12 Tweet 8
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    31 shares
    Share 12 Tweet 8
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

State House Comptroller cautions skilling hub SACCO leaders against misappropriating funds 

19th October 2025 at 19:30

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0

State House Comptroller cautions skilling hub SACCO leaders against misappropriating funds 

19th October 2025 at 19:30

Minister Babalanda Urges Religious Leaders to Promote Mindset Change on Poverty and Criminality

19th October 2025 at 14:03

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda