• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Kabuleta; Obwavu nakati bukyaluma Abanyoro kyokka nga balina eky’obugagga ky’amafuta

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
4 years ago
in Luganda, National, News, Politics
1 0
Kabuleta bwe yabadde ayogera ne Bannamawulire oluvanyuma lw'olukiiko e Hoima

Kabuleta bwe yabadde ayogera ne Bannamawulire oluvanyuma lw'olukiiko e Hoima

ShareTweetSendShare

OMUKULEMBEZE we kisinde kya The National Economic Empowerment Dialogue (NEED) Joseph Kabuleta Kizza agamba nti ekitundu kya Bunyoro kye kimu kwebyo ebisinga obwavu kyokka nga kyazuulibwamu amafuta emyaka 20 egiyise.

Bino yabyogedde ku lw’okubiri bwe yabadde ayogerako n’anbakulembeze mu kitundu kye Bunyoro mu lukiiko olwatudde mu Kibuga kye Hoima.

Ono yategezezza nti okuva amafuta lwe gazuulibwa mu kitundu kino, abantu baayo baava mu kuba nti baavu ne bafuukira ddala bankuseere, olw’ensonga nti Gavumenti tefuddeyo kuleeta nkulakulana mu bantu ba wansi.

“Amafuta gazuulibwa mu Bunyoro emyaka 20 egiyise era nga Gavumenti yatandika okutunda amafuta agatali masengejje emyaka gyonna nga bannaUganda tebamanyi, era ku mwe abantu be Bunyoro tekuli yadde alina ttaka muli luzzi lwa mafuta yadde.

Abagezigezi abali mu Gavumenti  bajja mangu ne babagulako ebitundu byamwe ku layisi ne babitwala era nga kati be babituddeko, ekyo nno kyandibadde awo naye ne babaako bye bayamba okuddabulula ekitundu nga amassomero ag’omulembe saako n’amalwaliro naye byonna tebalina kye bakozeeko” Kabuleta bwe yagambye.

Yagambye nti Gavumenti kyesinga okutegeeza Abanyoro kwe kuba nti bazimbye enguudo mu kitundu, nagamba nti zino tewali we bazifuniramu okujjako okuyamba abali mu Gavumenti okutambuza omunyago gwabwe.

Ono nga yesimbawo kko mu kulonda kwobwaPulezidenti omwaka oguwedde natayitamu yanenyezza Gavumenti olw’okukotoggera abantu bannaUganda saako n’okubabigika emisolo emingi nga kuno kwogasse okutwala ne by’obugagga byabwe kyagamba nti kye kisinze okuzza e Ggwanga emabega.

“Gloria Kabasinguzi, nga ono yoomu ku beetabye mu lukungaana luno yagambye nti, ekyamazima abantu be Bunyoro tebanafuna mu Mafuta agaazuulibwa mu kitundu kyabwe, nagamba nti obwavu bukyabali bubi olw’ensonga nti Gavumenti tefuddeyo kutekawo mbeera yakukulakulanya kitundu kino.

“ Okugeza tulina amafuta naye abaana baffe tebalina mirimu wabula baleeta bantu kuva bweru wa Ggwanga ne babawa emirimu egyandikoleddwa abaana baffe.

Tulina amalwaliro n’amassomero agali mu mbeera embi ennyo, ekyamazima tewali kye tufunye mu mafuta gaffe” Kabasinguzi bwe yategezezza abaabadde mu lukiiko.

Ekisinde kya NEED kati kigenda kizingako e Gwanga lyonna nga kisomesa abantu butya bwe bayinza okukozesa eby’obugagga ebili mu bitundu gye bawangaalira nga mu kiseera kino kimaze okusalako ebitundu omuli,  Busoga, Buganda, Bugisu, Bukedi, Teso, Sebei, Lango, Acholi, West Nile,Tooro, Rwenzori, Kigezi , Ankole ne Bunyoro

 


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com
ShareTweetSendShare

Related Posts

News

President Museveni to Catholics: Wor hard to support the Church, State and your families

26th October 2025 at 20:22
News

East African Federation, Single Currency, One Constitution! Inside President Museveni’s East Africa Integration Agenda 2021–2031

26th October 2025 at 12:27
Yoseph Mayanja
Politics

Jose Chameleone Fires Back at Author Joan Vumilia: “I’m Here for Money, Not Your Political Drama”

26th October 2025 at 12:21
Next Post
Bukoto Central MP Richard Sebamala

Omubaka Richard Sebamala; Nga ogy'eko eby'obufuzi, Omupiira gumusingira emmere

  • NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

    3212 shares
    Share 1285 Tweet 803
  • Chris Rwakasisi: From Obote’s Security Minister to a Symbol of Forgiveness in Today’s Uganda

    40 shares
    Share 16 Tweet 10
  • Col. Samson Mande: Why I fled Uganda and how I reconciled with Museveni

    35 shares
    Share 14 Tweet 9
  • Gen. Chefe Ali: The Silent Storm Behind Uganda’s Liberation and Kenzo’s Legacy

    33 shares
    Share 13 Tweet 8
  • 10 dangerous hotspots known for prostitutes in Kampala

    1301 shares
    Share 520 Tweet 325
Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Latest News

Agnes Namaganda

AGNES NAMAGANDA: Why born again believers ignore the mockery of atheists

26th October 2025 at 20:26

President Museveni to Catholics: Wor hard to support the Church, State and your families

26th October 2025 at 20:22

Check out

  • Trending
  • Comments
  • Latest

NAGRC’s Super Goat Breed Poised to Transform Uganda into a Major Exporter

17th September 2025 at 08:52
Minister Muruli Mukasa

LIST: New salary structure for civil servants starting July 2020 out; scientists, lecturers get juicy pay rise

24th May 2020 at 10:45
Sudhir Ruparelia is the undisputed king of Kampala

Billionaire Sudhir’s wisdom on how to invest in real estate

0

How a boy’s destiny turned from cotton grower to communications guru

0
Agnes Namaganda

AGNES NAMAGANDA: Why born again believers ignore the mockery of atheists

26th October 2025 at 20:26

President Museveni to Catholics: Wor hard to support the Church, State and your families

26th October 2025 at 20:22

© 2025 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Media Outreach Newswire
    • Africa News
    • Tourism
    • Community News
    • Luganda
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Op-Ed
    • #Out2Lunch
    • Conversations with
    • Politics
    • Relationships
  • Business
    • Agriculture
    • CEOs & Entrepreneurs,
    • Companies
    • Finance
    • Products
    • RealEstate
    • Technology
  • Entertainment
    • Lifestyle
  • People
    • Showbiz
      • Salon Mag
  • Special Report
    • Education
    • Voices
  • Reviews
    • Products
    • Events
    • Hotels
    • Restaurants
    • Places
  • WD-TV
  • Donate
  • China News

© 2025 Watchdog Uganda