• Contact Us
  • About Us
  • Advertise
  • Donate
  • Login
Watchdog Uganda
Advertisement
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda
No Result
View All Result
Watchdog Uganda
No Result
View All Result

Kabuleta; Gavumenti eteeke amaanyi mu Makolero ne by’obulimi e Busoga

Kizito Moses Buule by Kizito Moses Buule
1 month ago
in Luganda, National, News, Politics
3 0
Kabuleta wamu n'abakulembeze be Busoga

Kabuleta wamu n'abakulembeze be Busoga

ShareTweetSendShare

Wakati nga e Ggwanga lyonna  liri mu katuugabiro ke by’enfuna , ebbula Lye mirimu,  okulinya kwe beeyi ye bintu awamu n’obwavu obukudde ejjembe mu bannaUganda akulira ekisinde kye by’obufuzi ki National Economic Empowerment Dialogue Joseph Kabuleta  agamba nti  bino byonna bisoboka okudda mu nteeko mu bbanga  lya myaka 2 gyokka singa Gavumenti elumirirwa abantu.

Kabuleta agamba  nti ne nkola ya Gavumenti okudibya awamu n’okwezza ebirime binnansangwa okugeza nga emwaanyi bampa n’ebirala bikolebwa kagenderere okukuumira abantu mu bwavu ekintu kyagamba nti kirina okukyusibwa.

Okwogera bino yabadde mu bitundu bye Busoga ku lw’okutaano mu kawefube gwalimu okusisimula bannaUganda okutandika okufaayo ku by’obugagga ebiri mu bitundu mwe bawangalira.

“ Ye nze nzekka munabyabufuzi mu Uganda agamba nti ddala kituufu tulina okujjako Museveni naye ate tulina n’okulaga aabantu baffe amakubo mwe basobola okufunira okwesiima n’okugaggawala.

Twagala tusaanyewo obwavu obugoyezzagoyezza abantu baffe mu bitundu eby’enjawulo abamu ne batuuka n’okuggwamu essuubi, nga kino kiletedde n’abamu okufa nga bakyali bato ekitali kulungi n’akatono” Kabuleta bwe yagambye.

Yanyonyodde nti obwavu obuli mu nsawo za bannaUganda bungi nnyo kyokka nga tebalina suubi lya kubuvaamu ate nga nababagamba okuwakanya Gavumenti bafaayo ku kintu kimu kujjako Museveni sso ssi kubakulakulanya.

“Ekitundu kya Busoga kilina okuddamu amaanyi mu byenfuna nga wano Gavumenti elina okuddamu okuzzaawo amakolero agaaliwo saako n’okwongera amaanyi mu by’obulimi awo abantu beeno bwe bajja okuwona obwavu” Bwe yayongeddeko.

Oluvanyuma ono yaguddewo ofiisi ye kisinde kya NEED eye bendobendo Lye Busoga nga eno District 12 ezikola busoga we zigenda okusimba amakanda okusobola okukakalabya emirimu gy’ekisinde.


Do you have a story in your community or an opinion to share with us: Email us at editorial@watchdoguganda.com

ShareTweetSendShare

Related Posts

Allan Bamuha
News

ALLAN BAMUHA: PDM & other development programs set to move Uganda to a First World Country

3rd July 2022 at 17:10
Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II during his Birthday run 2022
National

Abstinence is the most effective way to fight HIV/AIDS- Kabaka Mutebi

3rd July 2022 at 14:13
The Toyota Prado, the late Yesse Mubangizi Kamanyire was travelling in
National

Grief as Nile High School Mukono founder dies in Masaka Road accident

3rd July 2022 at 12:19
Next Post
Minister Milly Babalanda with President Museveni

ANDREW BABA BULUBA: RDCs/RCCs competence prompt self seekers to vindicate President Museveni and Minister Babalanda

Follow us on Facebook

Trending Posts

  • The late Samuel Majwega

    MK Publishers Proprietor Majwega dies from USA where he had gone to attend daughter’s graduation ceremony

    65 shares
    Share 26 Tweet 16
  • LATEST LIST: New salary structure for all Ugandan civil servants starting July 2021

    838 shares
    Share 335 Tweet 210
  • First Son Muhoozi reveals what he will do to his enemies trying to disorganise his relationship with President Museveni 

    25 shares
    Share 10 Tweet 6
  • Ugandans on Social Media up in the arms over judicial officers’ incompetence, misconduct 

    11 shares
    Share 4 Tweet 3
  • Businessman Sudhir puts his magnificent One-10 Apartments up for sale

    34 shares
    Share 14 Tweet 9

Follow us on Twitter

Facebook Twitter

Contact Information

Watchdog Uganda is a portal for solution journalism, trending news plus cutting edge commentaries in the fields of politics, security, business, tourism, entertainment, technology, agriculture, climate change, environment, public health et al. We also give preference to Ugandan community news and topical discussions. The portal also publishes community news and topical discussions.

Plot 23, Yusuf Lule Road
PO Box 7661 Kampala, Uganda
Office Line: +256 777 286 815
Email: editorial@watchdoguganda.com
To Advertise:Click here

Follow us on Twitter

Follow us on Facebook

© 2022 Watchdog Uganda

No Result
View All Result
  • Home
  • News
    • National
    • Politics
    • World News
    • Sports
      • Football
      • Motorsport
  • Business
    • Agriculture
    • Finance
    • RealEstate
    • Technology
  • Op-Ed
  • Entertainment
    • Lifestyle
    • Showbiz
    • Big Brother Naija Dairy
  • People
    • Entrepreneurs
    • Stars
    • Politicians
  • Special Report
    • Education
  • Travel
  • Video
  • Luganda

© 2022 Watchdog Uganda

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In
Posting....